Amawulire
Minisita agenda kufulumya kalenda yebyenjigiriza
Bya Damalie Mukhaye Minisita owebyenjigiriza nemizannyo Janet Museveni olwaleero alindiriddwa okufulumya kalenda yebyenjigiriza empya, eyalongoseddwa nga yegenda okugobererwa mu kuggulawo amasomero, omwaka ogujja. Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni yalagira amatendekero aga awaggulu nezi univasite ziggulewo nga 1 Novemba atenga amasomero aga primary ne secondary gaakuddamu […]
Palamenti eragidde gavumenti enyonyole ku ddwaliro ly’eLubowa
Bya Ritah Kemigisa Gavumenti bajitadde ku nninga okuwa alipoota ku polojekiti yokuzimba eddwaliro eryoulembe erye Lubowa. Gavumenti era etekeddwa okunyonyola obusobozi bw akampuni ya Power China International Group abaweebwa mulimu guno. Amyuka sipiika wa palamenti Anita Among yayisizza ekiragiro, oluvanyuma lwomubaka wa Bukooli Central Solomon […]
Gavt yeyamye okuyisa enkola erungamya ku byémmere ne Ndya ennungi
Bya Benjamin Jumbe, Minisita owa guno na guli mu yaffeesi ya ssabaminisita Justine Kasule Lumumba yeyamye okulaba nti enkola erungamya ku byemmere ne ndya ennungi eya national food and nutrition policy eyisibwa. enkola eno elwisiddwa obukubagano obuliwo wakati wa ministry eye byenjigiriza ne ye byobulamu […]
Kkooti ekakasiza Uhuru kubwa Meeya
Bya Ruth Anderah, Kkooti enkulu mu Kampala ekakasiza okulondebwa kwa Salim Saad Uhuru nga meeya omulonde owegombolola ya masekati ga Kampala. Kino kidiridde kkooti okugoba okusaba kwa munne bwebavuganya ku kifo kino Hamdan Semugooma Kigozi bwetegezeza nti obujjulizi bwalina mu musango guno tebumatiza. Omulamuzi Isaac Muwaata […]
Aba Boda Boda e Masaka bagenda kuwandisibwa
Bya Gertrude Mutyaba Abakulembeze b’abagoba ba Boda Boda mu kibuga Masaka bayisizza ebiragiro ebikakali ebirina okugobererwa banaabwe bwebali mu mulimu guno. Ebiragiro bino nga bigendereddwamu okumalawo ettemu n’obubbi bwa piki ebikudde ejjembe mu kitundu kino. Ebimu ku biragiro ebiyisiddwa kuliko okwewandiisa, obutavuga pikipiki kutali nnamba, […]
Onebbe taleteddwa mu kooti
Bya Ruth Anderah Omutandisi wa kampuni yobwannayini enkuumi eya Pentagon Security Francis Onebe amakya ga leero taleteddwa mu kooti, nga bwabadde assuburwa. Okusinziira ku kalaani wa kooti ye Makindye Sarah Ann Basemera agambye nti omulamuzi tabaddeewo era nomusango guno tegwatereddwa mu gibadde girina okuwulirwa mu […]
Abakulembeze be Katuna bagala enteseganya ziddemu okuggulawo ensalo
Bya Musasi Waffe Ab’obuyinza ku nsalo ya Uganda ne Rwanda e Katuna basabye omukulembeze Yoweri K. Museveni okuttukizza okuggulawo ensalo. Gavumenti ya Rwanda yaggalwo enslo yaayo ne Uganda mu March wa 2019 nga baategeeza nga bwebalina entekateeka okudabiriza ensalo yaabwe. Wabula gavumenti ya Uganda nabao […]
Amasanyalaze gavuddeko ku kisaawe
Bya Eva Muganga Uganda Civil Aviation Authority banyonyodde ku kibululu ekyabadde ku kisaawe Entebbe, akawungeezi keggulo. Okusinziira ku akulira emirimu gyekitongole nabebweru Vianney Luggya amasanyalaze ddala gaavuddeko. Kino agambye nti kyavudde ku waaya eziyita wansi zebakyadabiriza, nga zezitwala amasanyalaze okutuuka ku amtaala agali ku kisaawe. […]
Museveni awabuddwa kubyakakalu ka kooti
Bya Ritah Kemigisa Abatubulizi bensonga ne bannamateeka basabye omukulembeze wegwanga okwongera okuteeka ssente mu byokunonyereza. Bagamba nti okunonyereza kwetaaga okwongeramu amaanyi, mu kifo kyokujjawo bail oba akakalulu ka kooti eri abateberzebwa mu misango eminene. Bweyabadde ku Hot Seat wano ku Kfm, akawungeezi keggulo, Godber Tumushabe […]
Entekateeka z’okudabiriza ekisaawe kyennyonyi ekye Gulu zikyagenda mu maaso
Bya Benjamin Jumbe Gavumenti ekakasizza nti entekateeka zikyagenda mu maaso, okudabiriza ekisaawe kyennyonyi ekye Gulu okukizza ku mutindo gwensi yonna. Kino kyadiridde okwemulugunya ku kasoobo engeri enytekateka zino, bwezikwatiddwa, atenga kwo okudabiriza ekisaawe kye Kabale kwo kuegnda bukwakku. Bweyabadde ayanukula ku kwemulugunya okwaleteddwa ababaka ku […]