Amawulire

Museveni awadde abenganda zábantu abattibwa e Masaka 10M

Museveni awadde abenganda zábantu abattibwa e Masaka 10M

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Rita Kemigisa, Omukulembeze weggwanga awadeyo obukadde bwensimbi 10 eri amaka 25 abafiirwa bantu babwe mu butemu bwebijjambiya obubadde mu bitundu byobwagagavu bwe Masaka Museveni abadde munsisinkano nábenganda za bagenzi mu makage Entebbe nágamba nti gavt yakuluma nogwengulu okulaba nti abali emabega wettemu lino bagombwamu […]

Ababaka abava mu Busoga balabudwa kunjawukana

Ababaka abava mu Busoga balabudwa kunjawukana

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ababaka ba palamenti okuva mu bitundu bye Busoga balabuddwa kunjawukana bwe kiba nti ekitundu kyabwe kyakutuuka ku nkulakulana. Bino byogeddwa eyaliko omukubiriza wa palamenti era ssentebe wa kabondo ka babaka abava mu Busoga, Rebecca Kadaga bwabadde awaayo yafeesi ya Ssentebe eri munne […]

Bannabyabufuzi begasse ku bannaddiini okupeeka Gavt eggule amasinzizo

Bannabyabufuzi begasse ku bannaddiini okupeeka Gavt eggule amasinzizo

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Bannabyabufuzi wamu ne bannaddiini abaddukira mu kkooti etaputa Ssemateeaka nga bawakanya ekya gavumenti okusigala ngegadde amasinziro, batusiza buto okwemulugunya kwabwe Bagala gavt eggule amasinziro wakati mu kugoberera ebiragiro ebyayisibwa mu kutangira ekirwadde kya covid-19. Ku bano nga kuliko ssabawandiisi wekibiina kye byobufuzi […]

Museveni ebyokuggulawo amasomero abigaanye

Museveni ebyokuggulawo amasomero abigaanye

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni agobye okuwabula okwabadde kuvudde mu bakugu, okuggulawo amsomero mu mwezi ogujja ogwekkumi. Omukulembeze wegwanga kyakoze alagidde olukiiko olwa waggulu olulwanyisa ssenyiga omukambwe, okwekennneya akabi akagenda okuva mu kizibu kyobutabeera na ddagala erigema erimala. Kino alagudde nti kigenda […]

Gavumenti etiddemu olwa bizineensi ezigalawo

Gavumenti etiddemu olwa bizineensi ezigalawo

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Ndhaye Moses Gavumenti eraze okutya kungeri amakampuni gyegatandise okuggalawo, nga kiva ku bizbu byebasanze mu kukola obusubizi. Minisita webysnimbi Matia Kasaijja agambye nti wewaawo waliwo okusomozebwa naye absiga nsimbi tebasaanye kubugutana, kubanga embeera egenda kuterera gyebujja mu maaso. Asubizza nti ebyenfuna byonna byakuggulwawo, abantu […]

Gavumenti yedizza Mountains of the Moon Univasite

Gavumenti yedizza Mountains of the Moon Univasite

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Palamenti eyisizza ekiteeso okuva mu gavumenti, gavumenti okutwala ettendekero lya Mountains of the Moon University, okulizza mu mikono gyayo. Ekiteeso kino kyaleteddwa, minisita avunayizibwa ku byenjigiriza ebya wagguliu John Chrysostom Muyingo nga yagambye nti kyagendereddwamu okutekawo omwenkano mu byenjigiriza bya Uganda. Ekiteeso […]

Minisitule eyongedde ku bifo omugemerwa e Mukono ne Wakiso

Minisitule eyongedde ku bifo omugemerwa e Mukono ne Wakiso

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minisitule yebyobulamu eriko ebifo ebiralal, byetaddewo mu disitulikiti ye Mukono ne Wakiso, abantu webayinza okwanguyirwa okugemebwa ssenyiga omukambwe. Ebifo ebiwera 35 byebitereddwawo e Wakiso okuli; Bulondo Health Centre 111, Buwambo HC IV, Community Health Plan Uganda, Saidina Abubaker Islamic Hospital, Kisubu Hospital […]

Poliisi ekutte omusajja nakakebe ka tiyaggaasi

Poliisi ekutte omusajja nakakebe ka tiyaggaasi

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Poliisi mu disitulikiti ye Gulu, baliko omusajja gwebagalidde nga yasangiddwa nebyokulwanyisa okubadde akakebe ka teargas. Omukwate mutuuze ku kyalo Agwee, mu Pece Laroo Division, nga bwebamukunyizza agambye nti naye yakalonda mu kasasiro mu kitundu kye Pece Lukung. Okumukwata kyadiridde akakebe kano okubwatuka, […]

Amataba gakyasubirwa mu bitundu byegwanga ebyenjawulo

Amataba gakyasubirwa mu bitundu byegwanga ebyenjawulo

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Abakugu mu byentebereza y’obudde balagudde nti amataba gagenda kukuba ebintundu byegwanga ebyenjawulo, omugenda nokufiira abantu. Uganda National Meteorological Authority baalagudde enkuba eyamaanyi, egenda okutonnya ngengobe mu ggulu. Akolanga ssnekulu wekitongole ino David Elweru agambye nti baasubira enjega okuli amataba, eokubulukuk kwettaka mu […]

Abantu 270 abakosebwa amataba e Kasese betaaga buyambi

Abantu 270 abakosebwa amataba e Kasese betaaga buyambi

Ivan Ssenabulya

September 7th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Nnamutikwa wenkuba eyafudemba ku lwokutano lwa ssabiiti ewedde mu disitulikiti eyé Kasese yaleka ayononye amaka ga bantu 45 ekyavako abantu nga 270 okusigala nga tebalina we begeka luba. Bino bifulumizidwa ekitongole kya Redcross wamu nákakiiko ka disitulikiti akavunanyizibwa ku kulwanyisa ebibamba. Omwogezi […]