Amawulire

Abateberezebwa okwenyigira mu kutta abantu e Masaka 10 basindikibwa mu Komera

Abateberezebwa okwenyigira mu kutta abantu e Masaka 10 basindikibwa mu Komera

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Omulamuzi omukulu owa kkooti e Masaka, Charles Yeteise, asindise ku alimanda abantu 10 abateberezebwa okuba abamu kwabo abagenda batemu abatuuze mu bitundu ebyobwagagavu bwa Masaka omufiiridde abantu 28. Bano bavunanibwa gwa butemu nokugezako okutta abantu, basindikibwa ku alimanda mu komera ku Ssaza […]

Ababaka babavubuka babakubiriza okuba abayiiya begye mu bwavu

Ababaka babavubuka babakubiriza okuba abayiiya begye mu bwavu

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ababaka babavubuka mu parliament bawanjagidde abavubuka okukomya okutunulira emirimu gya government wabula batandiike okulowooza ku kutondawo emirimu egyaabwe eginabasobozesa okufuna sente ezibayimirizaawo. Ababaka bano okubadde Nyamutooro Fiona nga ye mubaka omukyaala akikirira abavubuka ne Kirabi Agness obubaka akikirira abavubuka mu Buganda nga […]

Maama wómubaka Nsubuga ategezeza kkooti nti yamwenda

Maama wómubaka Nsubuga ategezeza kkooti nti yamwenda

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah, Maama w’omubaka was Busiro North Paul Nsubuga akakasiza kkooti nti yanyendera mu bufumbo nazaala omubaka oyo. Nabawanuka Agnes ategezezza omulamuzi wa kkooti enkulu Dr Winfred Nabisinde nti abasajja babbiri yabakyanga nga kyoka nga baluganda. Nabawanuka ategezezza kkooti nti omubaka ono yabatizibwa mu […]

Ababaka mu Buganda beyamye okuwagira gavumenti okulwanyisa obutemu

Ababaka mu Buganda beyamye okuwagira gavumenti okulwanyisa obutemu

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Arthur Wadero Ababaka ba palamenti abatuula ku kabondo ka Buganda beyamye okuwagira abebyokwerinda, mu lutalo lwokulwanyisa obutemu obuli mu bitundu bye Masaka. Mu kiwandiiko ekyawamu kyebasomye eri bannamawulire amakya ga leero, bagambye nti bagenda kubanja nnyo gavumenti eyongere ku bakuuma ddembe mu kitundu kino […]

Poliisi ekutte 5 abekuusa ku bulumbaganyi bwe Nakaseke

Poliisi ekutte 5 abekuusa ku bulumbaganyi bwe Nakaseke

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Poliisi mu kitundu kya Savana nga bayambibwako ebitongole ebikuuma ddembe ebirala, banunude emmundu 2 ezakozeseddwa bulumbaganyi obwakoleddwa ku kkolero lyaba-China mu disitulikiti ye Nakaseke. Poliisi yategezezza ngabasajja ababadde bakakatanye nebijambiya bwebalumbye abasirikale ba poliisi ababadde bakuuma, nebabajako emundu nebabatusaako nobuvune. Bino byabadde […]

Okuwuliriza abayizi abakwatirwa ebigezo kutandika lwankya

Okuwuliriza abayizi abakwatirwa ebigezo kutandika lwankya

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole kyebigezo mu gwanga, Uganda National Examination Board okutandika nolunnaku lwenkya bagenda kutandika okuwuliriza ensonga zabayizi 3,612 webigezo byabwe ebyakwatibwa. Uneba yakwata ebigezo 2,220 kubya PLE, baakwata ebigezo 1,292 kubya UCE oba S4 nebakwata nebigezo 100 kubya UACE oba ebya S6. Ssabawandiisi […]

KACITA basazeewo okuggala amadduuka

KACITA basazeewo okuggala amadduuka

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye Abasubuzi mu kibuga wansi wekibiina ekibagatta, Kampala City Traders Association (KACITA) bakanyizza okuggala amaduuka gaabwe gonna olwaleero, nga bekalakaasa okulaga obutali bumativu bwabwe eri gavumenti. Gavumenti bajinenya okulemererwa okukola ku bizibu byabwe. Okusinzira ku mwogezi wa KACITA, Isa Ssekito kino bagenda kukikola […]

Kampuni yaba-China egoba abantu 10,000 okuva ku ttaka

Kampuni yaba-China egoba abantu 10,000 okuva ku ttaka

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2021

No comments

Bya Magembe Sabiiti Abatuuze ku byalo 5 mu gombolola ye Madudu mu disitulikiti ye Mubende basobeddwa, olwa kampuni yaba China eya Fomasa, esimba emiti okubagobaganya ku bibanja byabwe nokubatulugunya. Abatuuze bagamba nti babakuba emiggo, nga tebakyalina na webalimira mmere. Amyuka omubaka wa gavumenti e Mubende […]

Gavt obutemu bwe Masaka ebutadde ku bannabyabufuzi

Gavt obutemu bwe Masaka ebutadde ku bannabyabufuzi

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe ne Ndaye Moses Gavumenti obutemu bwebijjambiya obugenda mu maaso mu disitulikiti ezikola obwagagavu bwe Masaka ku bannabyabufuzi. Bino webigidde nga abantu abakunukiriza 30 bebakattibwa abebijjambiya. Mu kwogerako ne bannamawulire mu Kampala, minisita avunanyizibwa kukulungamya eggwanga Dr Chris Baryomunsi agambye nti byebakazuula biraga […]

Abébyókwerinda bakusindika embwa ezikonga olusu okuyigga abatemu e Masaka

Abébyókwerinda bakusindika embwa ezikonga olusu okuyigga abatemu e Masaka

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abatwala ebyokwerinda mu ggwanga lino bakkiriziga bukuyege okwongera okusindika embwa ezikonga olusu okuyigga abatemu bebijjambiya abali mu kutta abantu mu bitundu byobwagagavu bwa Masaka. Bino byogeddwa minisita omubeezi owensonga ezomunda mu ggwanga General David Muhoozi bwabadde alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akebyokwerinda […]