Amawulire

Abakattibwa e Masaka baweze 27

Abakattibwa e Masaka baweze 27

Ivan Ssenabulya

August 30th, 2021

No comments

Bya Gertrude Mutyaba ne Juliet Nalwooga Abatemu abebijambiya mu disitulikiti ye Masaka, Lwengo, Bukomansibo ne Lyantonde kati batuuse mu disitulikiti ye Rakai ne Kyotera. Abantu babairi bebattiddwa, okubadde Silver Ssekalala omutuuze ku kyalo Kijjumba e Rakai ne Sulaight Ssekanjako owe Kololo mu tawuni kanso ye […]

Ababaka abavuganya gavumenti bagenda kugumba e Masaka

Ababaka abavuganya gavumenti bagenda kugumba e Masaka

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Ababaka ba palamenti okuva ku ludda oluvuganya gavumenti, bali mu ntekateeka okugumba e Masaka wakati mu bunkenke obweyongedde, olwettemu erikudde ejjembe. Eno abanti abasoba mu 20 bekattibwa mu bbanga eryomwezi gumu, mu kitundu ekyobwagagavu bwe Masak. Omubaka omukyala owa disitulikiti ye Mityana, […]

Abaana 14 baweereddwa butwa e Kawempe

Abaana 14 baweereddwa butwa e Kawempe

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga, poliisi mu Kampala etandise okunonyereza kungeri abaana 14 mu gombolola ye Kawempe gyebaweeredwamu obutwa. Bino byabadewo akawungeezi akayise era nga kigambibwa nti omukyala ategerekeseko erya Babirye yawadde abaana bano omukyere ne bijanjalo wabula oluvanyuma lwe ddaakiika nga 10 ne batandika okutanaka Amyuka […]

Abébijjambiya e Masaka bakatta abantu 22

Abébijjambiya e Masaka bakatta abantu 22

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Ba Kijambiya abeefunyiridde okutta a abantu mu bitundu ebikola obwagagavu bwé Masaka, mu kiro ekikeesezza leero baliko namukadde Joyce Nantale ne muzzukulu we Barbra nga wa myaka 6 bebasse ku kyalo Bwasa mu muluka gwa Kasaana, Kkingo mugombolola e Lwengo. Bano baatemeddwatemeddwa […]

Minisita Nabakooba alabudde Poliisi kunsonga zéttaka

Minisita Nabakooba alabudde Poliisi kunsonga zéttaka

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Magembe Ssabiiti,  Minisita w’eby’ettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibuga Judith Nabakooba alabudde ebitongole ebikuuma ddembe naddala poliisi okukomya ebikolwa ebyokukwatanga abantu nebabaggalira makomera ku nsonga zettaka awatali kusooka kunonyereza. Minisita Nabakooba okwogera bino abadde mu ggombolola y’e Kiruuma e Kirwanyi abatuuze abasoba mu 1500 gyebaasengulwa omumbejja Milly Naava […]

Poliisi enonya abavubuka e Rubaga abalumbye ebyalo ne bakuba abantu emiggo

Poliisi enonya abavubuka e Rubaga abalumbye ebyalo ne bakuba abantu emiggo

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Poliisi eri ku muyiggo gw’akabinja k’abavubuka akatadde ebyalo okuli Lugala, Masanafu n’e Lubya ku bunkenke nga katambula kakuba abantu mu ssaawa za kafyu awatali kutaliza. Akabinja kano akaabaddemu abavubuka abasoba mu 20 kaalumbye ebyalo  ne bakkakkana ku bantu ne babakuba nga n’abamu obwedda […]

Uganda yakutandika okutunda Amata e Zambia

Uganda yakutandika okutunda Amata e Zambia

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Eggwanga lya Zambia likiriza Uganda okubaguza tani zámata góbuwunga eziwera 700 buli mwaka. Senkulu wa Dairy Development Authority Michael Kansiime agambye nti amata gano bakugatwala e Zambia okuyita mu kampuni ya Coca Cola beverages Zambia. Minisita avunanyizibw aku Magana wano mu ggwanga […]

Gavt yakateeka obuwumbi bwénsimbi 96 mu nsawo yábakyala

Gavt yakateeka obuwumbi bwénsimbi 96 mu nsawo yábakyala

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisitule evunanyizibwa kukikula kyábantu, abakozi ne nkulakulana yábantu egamba nti wetutukidde olwaleero nga yakateeka obuwumbi bwensimbi za Uganda 96 mu pulogulamu ya gavt eyókukulakulanya abakyala eya Uganda Women Entrepreneurship Program (UWEP) mu myaka etaano egiyise. Okusinzira ku minisita omubeezi avunanyizibwa ku baliko […]

Ssentebe wékyalo ne Namukadde basimatuse abébijjambiya

Ssentebe wékyalo ne Namukadde basimatuse abébijjambiya

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Namukadde Joweria Nakirijja ow’emyaka 68 awonedde watono okuttibwa abatemu abebijjambiya e Masaka bwebazinzeeko amaka ge nebatandika okutema endabirwamu z’amadirisa n’oluggi basobole okuyitawo. Bino bibadde ku kyalo Kkingo,mu gombolola ya Kimaanya-Kabonera mu kibuga Masaka. Okusinziira ku nganda za Nakirijja, abatemu bano bazze saawa […]

Okulwanyisa abébijjambiya e Masaka:  Abatuuze baakuwandisibwa

Okulwanyisa abébijjambiya e Masaka: Abatuuze baakuwandisibwa

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2021

No comments

Bya Malik Fahad, Abatwala ebyókwerinda e Masaka balagidde ba Ssentebe bébyalo okutandika okuwandiisa abatuuze bonna mu kawefube owókunyweza ebyókwerinda oluvanyuma lwa batemu bebijjambiya okuzingako ekitundu. Mu kwogerako ne bannamawulire abatwala ebyokwerinda nga bakulembedwamu RDC wekitundu Fred Bamwine, bategezeza nga bassentebe bwerina okuwandiisa abatuuze bonna. Bamwine […]