Amawulire

Omubaka wa Nansana Municipaali atonedde abébuwambo Ambyulensi

Omubaka wa Nansana Municipaali atonedde abébuwambo Ambyulensi

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye Omubaka akikirira Nansana Municipality mu lukiiko lwegwanga olukulu Wakayima Musoke Nsereko Hangiton mwenyamivu okulaba nga government ekyalemedwa okutereeza ebyobulamu abantu okusobola okubisanyukiramu. Wakayima okwogera bino abadde kuddwaliro lya Buwambo Health Center IV bwabadde abakwasa ambulance kapyata gyabagulidde okuyambako mu kutambuza abalwadde nagamba […]

Kyagulanyi avudeyo kukiggala masomero

Kyagulanyi avudeyo kukiggala masomero

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Senkagale wékibiina kye byobufuzi ekya National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi atadde gavt kunninga agule amasomero. Bino abyogeredde ku mukolo ogwokusabira bannakibiina bonna abaafa mu biseera by’akalulu kabonna akaaliwo mu mwezi gwa gatonya omwaka guno. Kyagulanyi wano wasinzidde nalaga obwenyamivu olwabaana obobuwala […]

Gen Moses Ali si mulwadde-Gavumenti eyogedde

Gen Moses Ali si mulwadde-Gavumenti eyogedde

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye Gavumenti esambaze engambo eziyitingana nti omumyuka owokubiri owa ssabaminisita Gen. Moses Ali mulwadde muyi. Kino kidiridde amawulire okuyitingana ku mikutu egyomutimbagano nti Gen. Moses Ali mulwadde era nga byasiba byebikutuka. Mu kwogerako ne bannamawulire minisita omubeezi owokulungamya eggwanga, Dr Chris Baryomunsi agambye […]

Akeedi endala ziguddwa

Akeedi endala ziguddwa

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Akakiiko akatekebwawo okwetegereza ebizimbe bya akeedi ne moolo zómukampala okulaba oba bitukiridde okugulawo wakati mu mbeera yé kirwadde kya covid-19, kategezeza nga ebizimbe 127 kwebyo 247 bitukiriza bulungi ebisanyizo era byakugulwa Mu kwogerako ne bannamawulire mu minisita omubeezi owa Kampala, Kyofatogabye Kabuye […]

Gavt erabudde abalombe bé Kisiita

Gavt erabudde abalombe bé Kisiita

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2021

No comments

Bya Magembe Sabiiti, Gavumenti eragidde abantu abali mu birombe bya Zaabu e Kisiita mu district y’e Kassanda okuteekesa mu nkola ekiragiro kyeyabawa bave mu birombe mu mirembe nga omwezi gwa Museenene omwaka guno tegunnayita, awatali ekyo bagenda kweyambisa amateeka n’ekifuba okubasengula. Gavumenti okuyita mu Minisitule […]

Museveni ayanukudde abamwogerera kubyókuggala amasomero

Museveni ayanukudde abamwogerera kubyókuggala amasomero

Ivan Ssenabulya

August 12th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga ne Prossy Kisakye, Omukulembeze w’eggwanga Museveni ayanukudde abamwogerere kukyókuggala amasomero wakati mu kulwanyisa ekirwadde kya Covid-19, agambye nti ye asooka kufa kukyabulamu bwabantu. Museveni abadde ayanukula eyaliko senkagale wekibiina kya FDC, Dr Kizza Besigye, eyavaayo jjuzi nakolokota gavt olwokusibila abaana awaka okumala […]

E Buikwe bakukuluma eddagala lya Covid bafunye tono

E Buikwe bakukuluma eddagala lya Covid bafunye tono

Ivan Ssenabulya

August 12th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Omubaka wa gavumenti mu disitulikiti ye Buikwe, Jane Francis Kagaayi akukulumidde gavumenti olwokubawa eddagala ettono erigema ssenyiga omukambwe. Agambye nti Buikwe yawereddwa doozi eziri mu 4000, nga lino ttono nnyo okusinziira ku bungi bwabantu abali mu disitulikiti eno, atenga yeemu kuzaasinga okukosebwa […]

Omukazi afiiridde mu kirombe e Mukono

Omukazi afiiridde mu kirombe e Mukono

Ivan Ssenabulya

August 12th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Ettaka libutikidde abantu mu kirombe ky’amayinja ekya Bwefulumya-Kisoga mu ggombolola ye Nama mu disitulikiti ye Mukono. Kiteberezebwa nti mubaddemu omuntu omu, ngabadde wansi ng’alya mmere Omugenzi ye Viola Nakato owemyaka 25 ng’abadde mutuuze ku kyalo kye Namawojjolo mu gombolola ye Nama era […]

Museveni alagidde bannabyamizannyo basasulwe obukadde 5 buli mwezi

Museveni alagidde bannabyamizannyo basasulwe obukadde 5 buli mwezi

Ivan Ssenabulya

August 11th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Omukulembeze weggwanga Museveni azeemu nategeeza nga bannabyamizannyo abawangulidde Uganda emidaali egyazaabu bwebalina okusasulwa obukadde 5 buli mwezi. Bino abyogeredde ku kisaawe e Kololo bwabadde ayaniriza bannauganda abakikirira Uganda mu mpaka za Olympics ezibadde e Tokyo mu Japan. Uganda yafuna emidaali 4 mu […]

Kabaka agenyiwaddeko mu Bugirimani gyanasanga nábasawo abakugu

Kabaka agenyiwaddeko mu Bugirimani gyanasanga nábasawo abakugu

Ivan Ssenabulya

August 11th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ssabasajja kabaka empologoma ya Buganda asiimye nagenyiwalako munsi ya Bugirimaani gy’agenze okusisinkana banamukago ab’ekitongole kye ekya Kabaka Foundation. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yakakasiza Obuganda olugendo lwa Ssabasajja luno mukwogerako eri banamawulire olwaleero mu bimuli bya Bulange e Mengo. Mungeri yeemu […]