Bya Damalie Mukhaye
Ekitongole kyebigezo mu gwanga, Uganda National Examinations Board bagenda kunyonyola minisita webyenjigiriza nemizannyo kungeri ebigezo byekyomusanvu bwebyatambula, ebyomwaka 2020.
Okusinziira ku Patrick Muida okuva mu kitongole kyebigezo ekya UNEB, kino kyakukolebwa mu nsisinkano gyebagemnda okwetabamu ku lunnaku Lwokusattu mu maka gobwa pulezidenti e Nakasero.
Kinajjukirwa nti UNEB ennaku zebawa okufulumya ebigezo bya PLE omwezi oguwedde…
Bya Damalie Mukhaye
Ab’oludda oluvuganga gavumenti mu kibiina kya FDC, bategezezza ngentekateeka yokugabira abantu emitwalo 10 ba mufuna mpola abaakosebwa mu muggalo gwa ssenyiga omukambwe bweyali entekateeka yaabwe, wbaula gavumenti gyeyabukidde.
Pulezidenti wa FDC Patrick Amuriat agambye nti kino kyajira mu manifesito yaabwe, eboimu kwebyo byebasubiza bannaYuagnada nga bawenja akalulu.
Bwabadde ayogera ne bannamwulire ku kitebbe kyekibiina e…
Bya Ivan Ssenabulya
Emiwendo gyabalwadde ba ssenyiga omukambwe abappya, gyongedde okukendeera wakati mu muggalo ogwe nnaku 42 ogwalangirirrwa omukulembeze we’gwanga nga 18 June.
Olwaleero minisitule yebyobulamu eranagiridde abalwadde abappya 479 nabafudde 25, nga baavudde mu kwekebejje kwebakola nga 10 July 2021.
Wabaddewo okudirira mu bibalo, bwogerageranya ku balwadde abappya 522 abalwangiriddwa olunnaku lweggulo okuva mu kukebera okwaliwo nga…
Bya Prosy Kisakye
Ssentebbe owolukiiko lwabavubuka mu gwanga, olwa Uganda National Youth Council, Jacob Eyeru asabye gavumenti obutaleka bavubuka mabega, wabula babateeke ku mwanjo mu ntekateeka z’okulwanyisa ssenyiga omukambwe.
Wetwogerera nga Uganda ekyalwanagana nomuyaga gwa ssenyiga omukambwe ogwokubiri, nga minisitule yebyobulamu egamba nti guno tegutaliza gutwaliramu nabavubuka.
Kati Eyeru agamba nti engeri gyekiri nti abavubuka bebamu ku bali…
Bya Musasi Waffe
Bananamteeka ba kampuni ya Jena Herbals Uganda Ltd, abakoze eddagala lya COVIDEX, bawandikidde omumyuka wa ssenkulu ku ttendekero lya Mbarara University of Science and Technology, Prof Celestine Obua, nebamulabula.
Bano balumiriza nti omumyuka wa ssenkulu, akozesa eddagala lyabwe okujja ssente mu gavumenti, ekintu ekitali kituufu era bagala akikomye.
Mu bbaluwa gyebawandiise nga 9 July, bannamateeka…
Bya Ivan Ssenabulya
Ababaka ba palamenti ku kakiiko akamasekati ge’gwanga akwalnyisa ssenyiga omukambwe, banenyezza gavumenti olwokubalaatira mu ntekateeka zokulwanyisa nabe wa COVID-19.
Wiiki ewedde abakulu okuva mu minisitule yebyobulamu, nga bakulembeddwamu minisita Jane Ruth Aceng n’omuwandiisi owenkalakkalira Dr Dian Atwine beyanjula eri akakiiko ka palamenti nebanyonyola gavumwenti wetuuse mu kulwanyisa ssnyiga omukambwe.
Wabula mu kulambula kwebaliko, okwatandika ku…
Bya Juliet Nalwooga
Ekibiina ekigatta bannamateeka mu gwanga, Uganda Law Society bategezezza nga bwebali mu njogerezeganya ne wofiisi ya Ssabawaabi wa gavumenti okuvunaana abasirikale abagambibwa nti betabye mu kutulugunya abasibe, abateberezebwa nti bebaali bakoze obulumbaganyi ku minisita webyenguudo Gen Edward Katumba Wamala.
Abavunaanwa baleteddwa mu kooti yomulamuzi we Nakawa ku lunnaku Lwokuna wiiki wedde, wabulanga bajudde ebiwundu…
Bya Ivan Ssenabulya
Emiwendo gyabalwadde ba ssenyiga omukambwe abappya nabafa ekirwadde kino, gyongedde okukendeera mu gwanga.
Okukendeera kuno kubaddewo mu kabanga akayise, bwogerageranya ku miwendo egyalinga waggulu omwei oguwedde.
Uganda yafunanaga abafudde abasoba mu 50 nabalwadde abappya 1,500 buli lunnaku ku ntandikwa yomwezi ogwomukaaga, wakati mu muyaga gwekirwadde kino ogwokubiri.
Okusinziira ku minisitule yebyobulamu, abalwadde abappya 522 nabafu 14…
Bya Juliet Nalwooga
Prof Patrick Ogwang omunonyereza eyavumbula eddagala lya COVIDEX, eryakakasibwa mu bujanjabi bwa ssenyiga omukambwe, ataddeyo okusaba kwe mu kitongole kya Uganda Registration Services Bureau (URSB) okuwandiisa kampuni ye nokujiwa akabonero akataongole.
Okusinziira ku URSB, mu kusaba kwataddeyo eddagala lino ayagala litwalibwe ngeddagala eryavudde mu muddo nansangwa.
Eddagala lino lyaliko enkalu mu kusooka, wabula oluvanyuma gavumenti…
Bya Ivan Ssenabulya
Omuvubuka eyagenze mu ssabo okumulaga eyabbye Laptop yaabwe akiguddeko, bwebamukubye emiggo okukakana ngamenyese omugongo.
Bino byabadde mu ssabo lya Toony Ssentongo era kitgezeddwa nti eno, omuvubuka ono gyeyafunidde obuvune ku bitundu bye ebyekyama.
Allan Ssematimba nga mutuuze ku kyalo Butebe mu munisipaali ye Mukono yaanyiga ebiwundu mu ddwaliro lya Mukono General Hospital, wetwogerera tasobola kutambula…