Amawulire

Gavt eragiddwa yewozeeko mu bwangu ku musango gwókwongeza ebisale bya balwadde ba covid

Gavt eragiddwa yewozeeko mu bwangu ku musango gwókwongeza ebisale bya balwadde ba covid

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah, Kooti enkulu mu Kampala eragidde gavumenti ne minisita w’eby’obulamu Dr Jane Ruth Aceng bateekeyo okwewozaako kwabwe, mu musango gwebabawawabira, olwokulemererwa okulungamya ebisale by’obujanjabi bwa ssenyiga omukambwe. Kino batekeddwa okukikola olunnaku lwenkya nga 9 July 2021. Ekiragiro kino kiyisiddwa omulamuzi Phillip Odoki oluvanyuma […]

Abatuuze be Kawaala békubidde enduulu kubyókugobwa mu Lubigi

Abatuuze be Kawaala békubidde enduulu kubyókugobwa mu Lubigi

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2021

No comments

Bya Moses Ndaye, Abatuuze be Kawaala zone 2 mu Kampala badukidde mu kakiiko ka banka yensi yonna nga bawakanya ekyokubasengula kuttaka lyabwe ekitongole kya KCCA kisobole okugaziya omwala gwa Lubigi nga aba banka yensi yonna bebabatekamu ensimbi. Abatuuze nga bayita mu balwanirizi beddembe aba Unwanted […]

Aceng awolereza ensimbi abamalwaliro agóbwannanyini ze basaba aba Covid

Aceng awolereza ensimbi abamalwaliro agóbwannanyini ze basaba aba Covid

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye Minisita w’eby’obulamu Dr. Jane Ruth Aceng awolerezza abamalwaliro ag’obwananyini ku bisale by’okujanjaba ssenyiga omukambwe, abasinga byebemulugunyako nti biri waggulu era byandikyuse. Ku lunnaku Lwokubiri ababaka ku kakiiko ka palamenti akalondoola gavumenti mu ntekateeka zokulwanyisa COVID-19, baakunyizza abamalwaliro gobwnanayini. Bano bategeeza ababaka nti […]

Ssabaminisita atongozza okugaba ssente zabaafunampola

Ssabaminisita atongozza okugaba ssente zabaafunampola

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ssabaminista we’gwanga Robinah Nabbanja atongozza etekateeka yokugaba ssente ku masimu gabanatu, ba mufuna mpola abakosebwa olwomuggalo gwa ssenyiga omukambwe. Okusinziira ku Nabbanja, abantu emitwalo 12 mu 6,552 bamaze okubakakasa no’kwekenneenya ebibakwatako, era bebagenda okufuna ssente olwaleero. Minisita wekikula kyabantu Betty Amongi agambye […]

Ba minisita abalala bagenda kulayizibwa olwaleero

Ba minisita abalala bagenda kulayizibwa olwaleero

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye Omukulembeze we’gwanga Yoweri K. Museveni olwaleero agenda kulabikako okwetaba ku mukolo gwokulayiza ba minisita abaali bafikidde. Omukulembeze we’gwanga nga 21 June yetaba mu kulayiza ba minisita be, nabalala beyalonda mu bifo ebya waggulu. Wabula ba minisita 17 bebafikira okwali omumyuka wa ssabaminista […]

Okugaba ssente z’omuggalo kutandika olwaleero

Okugaba ssente z’omuggalo kutandika olwaleero

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okugaba ssente eri ba mufuna mpola, abaliinga bakola mmere ya leero wabula nebakosebwa olwomuggalo gwa ssenyiga omukambwe, daaki kugenda kutandika olwaleero, mu bibuga ebimu nezi munisipaali. Kino kikaksiddwa akawungeezi akayise, minisita owekikula kyabantu Betty Amongi, ngakontanye ne minisita we omubeezi Charles Engola […]

Ensimbi zómuggalo zakugabwa ku bbalaza

Ensimbi zómuggalo zakugabwa ku bbalaza

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye, Gavumenti eyongezayo ennaku ezókufunirako ensimbi zómuggalo emitwalo ekumi zeyasuubiza eri buli maka agakosebwa embeera eyomuggalo. Kati ensimbi zakufuluma ssabiiti ejja ku lunaku lwebbalaza. Bwabadde alabiseko eri akakiiko ka palamenti akatekebwawo mu kulondoola engeri gavt gye kutemu ensonga zékirwadde kya covid-19, minisita omubeezi […]

Poliisi e Entebbe ekutte eyawamba omwana n’amutta

Poliisi e Entebbe ekutte eyawamba omwana n’amutta

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga,  Poliisi e Entebbe etandise okunonyereza kunfa yómwana owemyaka 6 omulambo ogwazuulibwa oluvanyuma lwa kitaawe okulemererwa okusasula ensimbi obukadde 4 ezamusabiddwa abamuwamba. Taata wómwana ono anyonyodde nti mutabaniwe yabuzibwawo nga 3, 2021 ne baloopa omusango ku poliisi ye Kasenyi wabula nga July 5, […]

Abébyobulamu begaanye ekyóbutalabirira basawo

Abébyobulamu begaanye ekyóbutalabirira basawo

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akulira abakozi ba gavumenti mu disitulikiti ye Mukono James Nkata okulwala kw’abasawo n’okufa kwabwe akitadde ku bbo bennyini okubalaatira mu bulwadde buno. Agambye nti bano oluvanyuma lw’okimanya nti bafunye ekirwadde begezaako okwenjaba bokka, ekintu ekizibu era ekibavirako okufa. Awakanyiza ebigambibwa nti tebafaayo […]

Omukazi asse bba lwakuzaala musika bweru

Omukazi asse bba lwakuzaala musika bweru

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Omukyala mu disitulikiti yé Mayuge asimatuse okuttibwa abatuuze ku bigambibwa nti awadde bba obutwa obumugye mu budde lwa kuzaala omwana omulenzi mu mukazi omulala. Omukyala ono mutuuze kukyalo Bumwena B ekisangibwa mu gombolola yé Malongo, abatuuze balumiriza nti yawadde bba obutwa mu […]