Bya Ivan Ssenabulya
Okwebuuza ku bantu abakwatibwako, wakati mu ntekateeka z’okubaga ssemateeka w’omukago gwa East African Community, kutandise olwaleero.
Okwebuuza kuno kwakugenda mu maaso okutukira ddala nga 4 May ku ntandikw ayomwezi ogujja.
Bino bijidde mu kiwandiiko minisita we’nsonga za East African Community kyafulumizza, ngagambye nti ekibinja kyabakungu abalondebwa mu kwebuuza kuno bagenda kusisinkana abantu abenjawulo.
Akolanga kamisona ku…
Bya Juliet Nalwooga
Okunonyereza okwa World Justice Project Rule of Law Index 2020 kutadde Uganda mu kifo ekisooka, mu mawanga ga East Africa agasinga obutagoberera enfuga eyamateeka.
Mu nsi yonna Uganda eri mu kifo kya 117 ku mawanga 128 agatunuliddwa.
Wano mu East Africa egwanga lya Rwanda lyeryakutte ekisooka, mu kgoberera enfuga eyamateeka, nekuddako Tanzania at 93 ne…
Bya Juliet Nalwooga
Poliisi mu disitulikiti ye Kiboga eriko omusajja gwekutte, agambibwa okubeera omulalu ngono yakakanye ku mwana omulenzi owemyaka 3 namutematema, ebintundu byomubiri nbikweka mu bitundu ebyenjawulo.
Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Wamala, Racheal Kawala agambye nti omugenzi ye Charles Katongole, ngabadde mutabani wa Ronald Kasibante nga bino byabadde mu muluka gwe Degeya mu gombolola…
Bya Magembe Ssabiiti,
Nnamutikwa wénkuba ebademu kibuyaga owamanyi n’omuzira esanyizawo ebirime kwosa namayumba mu magombolola agenjawulo mu Mubende municipality
Enkuba eno esinze kosa batuuze ku byalo bitaano okuli, Kyamukoona, Kijojolo,Kibira,Kyewanise ne Kibutamu ng’eno ensuku zisigadde ku ttaka saako ebirime omuli Kasooli ne Bijanjalo byona bisanyizidwawo omuzira ekyeralikirizza abatuuze .
Mayor wa South Division Kasigazi Beatress asabye government okusitukiramu okuddukirira…
Bya Prossy Kisakye,
Abavubuka abawangala n’akawuka ka mukenenya basabiddwa okwetanira okubaako emirimu gye bakola egivaamu ensimbi basobole okubaawo
Bino byogeddwa eyaliko nnankulu wekitongole ekikola ku bamusiga nsimbi ekya Uganda Investment Authority Dr. Maggie Kigozi bwabadde ayogerera mu lukungana olwa buli mwaka olwa bavubuka abawangala na kawuka ka mukenenya mu kampala olutegekedwa ekibiina ekirabirira abavubuka abalina akawuka ki…
Bya Ivan Ssenabulya
Omwami wa Kabaka owe’gomboloola ya Kasawo Mituuba VI ayimiriziddwa mbagirawo oluvanyuma lwokunokolyawo mu mivuyo gye’ttaka.
Tamale Moses Kawombe kigambibw anti abaddenga yekobaana nabanu abakyamu, okutunda ettaka lya Ssabasajja mu gombolola eno.
Ebbaluwa emuwumuza yavudde wa Ssaabawolereza wobwakabaka bwa Buganda, era minisita wa gavumenti eze’bitundu Christopher Bwanika, nga bamusikizza Haji Sulaimani Teefe.
Wabula Tamale Moses Kawombe alaze…
Bya Juliet Nalwooga
Omuwendo gw’obubenje mu mwaka gwakendedde nebitundu 11% atenga abafiira mu bubenje nabo nebakendeera nebitundu 6%.
Bino biri mualipoota ya poliisi ekwata ku bumenyi bwamateeka eyomwaka oguwedde 2020, nga bafuna obubenje omutwalo 1 mu 3,012 mu 2020 songa mu 2019, bafuna obubenje omutwalo 1 mu 4,690.
Akolanga akulira poliisi yebidduka Lawrence Niwabine, yagambye nti obbenje obusinga…
Bya Ritah Kemigisa
Ebibiina byobwanakyewa ebitakabanira eddembe lyabaana, byogedde ku kweyongera kw’emisango egyokukabasanya abaana.
Kati abazadde nabatuuze mu bitundu basabiddwa, nti babeera ku mwanjo nnyo okukuuma abaana nokulwanirirra eddember lyabwe.
Omulanga guno gukubiddwa Yvonne Laruni, akulira ebyemirimu mukitongole kya Raising Voices.
Kino kyadiridde alipoota ya poliisi ekwata ku bumenyi bwamateeka, okulaga nti wabaddewo okweyongera, mu misango ngyokusobya ku baana.
Alipoota…
Bya Prosy Kisakye
Ekitongole ekirondsoola emizannyo gya zaala mu gwanga, National Gaming Board Uganda bagamba nti betaaga obuwumbi 6 nobukadde 400 okulondoola amakampuni, nebibanda bya zaala engeri gyebakolamu emirimu.
Bano bagamba nti abamu balangirira ebibakatako ebikyamu, okusobola okuwa omusolo omutono eri gavumenti.
Kati akaulira ekitongole kino, Janet Namuli alabiseeko eri akakiiko ka palamenti akebyensimbi nategeeza nti betaaga okwongerwa ku nsimbi…
Bya Juliet Nalwooga
Aba Justice, Law and Order Sector ebitongole awamu, ebituusa obwenkanya eri abantu bisabye abantu babulijjo, okulopanga emisango egyobutabanguko mu maka.
Mu alipoota ya poliisi ekwata ku bumenyi bwamateeka eya 2020, kyategezeddwa nti obutabanguko bweyogera n’ebitundu 29%.
Bano bafuna emisango omutwalo 1 mu 7,664 egyobutabanguko mu maka mu 2020 songa mu 2019, bafuna emisango omutwalo 1…