Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Abalamuzi beesambye omusango gwa Kyagulanyi

Bya Ruth Anderah, Abalamuzi 2 okuli Esta Nambayo ne Musa Ssekaana bagaanye okuwuliriza omusango, ogusaba okuyimbulwa kwa Robert Kyagulanyi Ssentamu ne mukyalawe Barbra Kyagulanyi Itungo. Bano mu nsonga zebawadde, bagambye nti tekijja kulabika bulungi, kubanga baali bawuliddeko dda emisango era ejirimu Kyagulanyi nekibiina kya NUP. Bagambye nti abamu bandikitwala nga kyekubiira. Bannamateeka bekibiina kya NUP olwaleero bakedde kuddukira…

Read More

Abalamuzi 2 bagaanye okuwuliriza omusango gwa Bobi

Bya Ruth Anderah Abalamuzi 2 Esta Nambayo ne Musa Ssekaana bagaanye okuwuliriza omusango, ogusaba okuyimbulwa kwa Robert Kyagulanyi Ssentamu ne mukyala we Barbra Kyagulanyi Itungo. Bano mu nsonga zebawadde, bagambye nti tekijja kulabika bulungi, kubanga baali bawuliddeko dda emisango era ejirimu Kyagulanyi nekibiina kya NUP. Bagamby nti abamu bandikitwala nga kyekubiira. Bannamateeka bekibiina kya National Unity Platform, olwaleero bakedde…

Read More

Women’s Situation Room bagala gavumenti eyekintabuli

Bya Prosy Kisakye Ekitongole kya Women’s Situation Room Uganda, kisabye omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni, eyakalondebwa ku kisanja ekyomukaaga, atondewo gavumenti eyekintabuli omuli nebeyawangudde obutabaleka bamega. Okusaba kuno kukoleddwa omulamuzi eyawummula Mary Maitum, ngagambye nti enkola eno egezeseddwa ngeriko mu mawanga gyekoze, okusobola okunyweza emirembe mu gwanga. Abekitongole kino mungeri yeemu, basabye akakiiko kebyokulonda okubangawo entekateeka zokusomesanga abalonzi,…

Read More

Kooti egaanye ebyokuwandiisa bannamawulire

Bya Ritah Kemigisa Kooti enkulu mu Kampala egobye ebisale ebibadde bisabibwa bananmwulire okwewnadiisa mu kitongole kivunayizbwa ku kulungamya emirimu gyamawulire mu gwanga ekya Media Council of Uganda. Ekiragiro kino kyayita gyebuvuddeko, okusobola okuwa bannamawulire olukusa okusaka amawulire ku kulonda kwwomwaka guno, nemikolo gya gavumenti emirala. Kati omulamuzi wa kooti enkulu Esta Nambayo ayisizza ekiragiro eri Media council nga…

Read More

Ababaka babakozi 4 bazeeyo mu palamenti

Bya Ndhaye Moses Ababaka babakozi 4 basobodde okwezza ebifo byabwe mu kulonda kwababaka babakozi, abagena okukiika mu palamenti eyomulundi ogwe 11. Ebifo 5 byebivuganyizibwako, wabulanga abantu 18 bebabadde bavuganya. Kati ababaddeyo 4 bazeeyo, okuli eyali minisita webyemizannyo Charles Bakabulindi ngono yafunye obululu 228, Margaret Rwabushaija yawangulidde ku bululu 291, Arinaitwe Rwakajara obululu 271 ne Agnes Kunihira eyafunye obululu…

Read More

Okubala obululu ku banakikirira abakozi mu palamenti kugenda mu maaso

  Bya Ndaye Moses, Okubala obululu eri abo abesimbyewo okuvuganya ku bakikirira abakozi mu palamenti kukyagenda mu maaso wali Kibuli Secondary school era Agnes Kunihira alangiriddwa ng’omubaka omukyala akikirira abakozi mu palamenti. Ono asigaza ekifo kye bwafunye obululu 326 ate munne bwebabadde bavuganya Annette Birungi afunye 161. Abalala abali mu lwokaano kuliko Charles Bakabulindi, Arinaitwe Rwakajara and Sam…

Read More

Aba CCA bawakanyiza ebyókuggala ekisaawe kyé Entebbe

Bya Ivan Ssenabulya, Ekitongole ekivunanyizibwa ku byentambula y'e nyonyi mu ggwanga ki Civil Aviation Authority kiwakanyizza amawulire agabadde gasasanye nti ekisaawe kye nnyonyi Entebbe kyagaddwa. Bano bagambye nti amawulire gano gandiba nga gatandikidde mu gamu ku mawanga agokumulirwano, ku lunnaku lwokulonda. Bwabadde ayogerako naffe, omwogezi wekitongole kino Vianey Lugya agambye nti amawulire gano ssi matuufu, kubanga emirimu gitambula…

Read More

America eyagala okulonda kwa pulezidenti kunonyerezebweko

Bya Rita Kemigisa, Eggwanga lya America lyagala wabeewo okunonyereza mu kalulu ke Uganda akobwa pulezidenti akakagwa. Omwogezi wa US State department Morgan Ortagus agabye nti nti yadde nga waliwo okutiisatiisa nokutya, abalonzi bbo balonda Ono agamba nti kyenyamiza okulaba nti waliwo ekya bakuuma ddebe okweyingiza mu byobufuzi ngo okulonda tekunabaawo songa ne mivuyo mu kulonda kuno gyali ntoko Kati…

Read More

Abatali bamativu ne byavudde mu kulonda bawereddwa amagezi

Bya Prossy Kisakye, Abakayala okuva mu kibiina ki Women’s Situation Room Uganda (WSR), ekitakabanira okulonda omutali buvuyo, kisabye abali ku ludda oluvuganya abawulira nga babbibwa mu kalulu kakagwa okwetanira enkola eya mateeka mu kifo kyokwenyigira mu bikolwa ebyobutabanguko Kino kidiridde gyebuvudeko poliisi e Masaka, Luwero, Rakai ne Mityana okulwanagana na bekalakaasi abeyiwa kunguudo amangu ddala ngákakiiko ke…

Read More

Ebyavudde mu Kulonda kwa 2021

Obululu Obutuufu:                             9,978,933 Abesimbyewo:    Yoweri Museveni  5,851,037       58.64% Robert Kyagulanyi 3,475,298    34.83% Patrick Amuriat   323,536            3.24% Mugisha Muntu  65,334              0.65% Nobert Mao  55,665                     0.56% Henry Tumukunde 50,141         0.50% Joseph Kabuleta  44,300            0.44% Nancy Kalembe  37,469              0.38% John Katumba  35,983                0.36% Fred Mwesigye  24,673                0.25% Willy…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play