Amawulire

Akakiiko ka NCHE kakkiriza okuwera enkozesa yékigamba kya Amasomo agagwako

Akakiiko ka NCHE kakkiriza okuwera enkozesa yékigamba kya Amasomo agagwako

Ivan Ssenabulya

June 6th, 2023

No comments

Bya Damali Mukhaye, Akakiiko akavunaanyizibwa ku by’enjigiriza ebya waggulu mu ggwanga, aka NCHE kakkirizza okuggyawo enkozesa y’ekigambo amasomo agaggwako mu byenjigiriza mu matendekero aga waggulu, nga bwe balindirira okumaliriza okudamu okwetegereza amasomo agategezebwa nti gagwako naye nga Yunivasite námatendekero amalala gabadde gakyagasomesa abayizi, ekyavaako okweraliikirira […]

Bannamateeka bogedde ku kiteeso kya Ababaka ba NRM

Bannamateeka bogedde ku kiteeso kya Ababaka ba NRM

Ivan Ssenabulya

June 6th, 2023

No comments

Bya Esther Oluka, Ebiteeso 24 ebyayisibwa ababaka ba palamenti abava mu kibiina kya NRM nga basinzira mu lusirika lwe babaddemu e Kyankwanzi bikyagenda mu maaso n’okutabula bannauganda. Ebimu ku byebateesaako kwe kuggyawo obuwagizi bwabwe mu biseera eby’omu maaso eri etteeka lyonna singa lireetebwa omubaka wa […]

Abafamire ya Mukajanga eyatta Abajjulizi bagala kusiimibwa

Abafamire ya Mukajanga eyatta Abajjulizi bagala kusiimibwa

Ivan Ssenabulya

June 2nd, 2023

No comments

Bya Jane Nafula Famire ya Mukajanga eyatta abajulizi ba Uganda ku biragiro bya ssekabaka Mwanga, basabye nabo okusiimibwa mu ngeri ey’enjawulo mu kukuza olunaku lw’abajulizi olutegekebwa buli mwaka nga June 3rd. Mu 1886, Paulo Mukajanga ng’akolera ku biragiro bya Kabaka Mwanga yatta Abakristaayo 45 e […]

UBOS etandise kunteekateeka eyókugezesa okubala abantu

UBOS etandise kunteekateeka eyókugezesa okubala abantu

Ivan Ssenabulya

June 2nd, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kubala abantu ekya Uganda Bureau of Statistics-UBOS kitandise enteekateeka z’emirimu gy’okugezesa okubala abantu egigenda okukolebwa omwezi guno. Ekitongole kino kyatandise n’omusomo gwa wiiki bbiri ogw’okumanyisa abagenda okukola omulimo guno engeri gyebalina okugutambuzaamu mu kwetegekera okubala abantu okweggwanga lyonna. Bwabadde […]

Kkooti yákuwa ensala yaayo mu musango gwábakiiko kéttaka e Wakiso

Kkooti yákuwa ensala yaayo mu musango gwábakiiko kéttaka e Wakiso

Ivan Ssenabulya

June 2nd, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi ayongezaayo okuwa ensala yaayo mu misango egivunaanibwa abakungu bakakiiko k’ettaka aka disitukiti y’e Wakiso. Kati omulamuzi ataddewo olunaku lwa June 29th 2023 lwasubira okuwa ensala ye. Abawawaabirwa kuliko Norah Businge awandiisa ebyapa, Andrew Mwanje , Nicholas Wamboga, Monica Katushabe, […]

Enteekateeka zonna ziwedde okukuza olunaku lw’abajjulizi

Enteekateeka zonna ziwedde okukuza olunaku lw’abajjulizi

Ivan Ssenabulya

June 2nd, 2023

No comments

Bya Rita Kemigisa ne Mbidde Steven, Famire ya Mukajanga eyatta abajulizi ba Uganda ku biragiro bya ssekabaka Mwanga, basabye nabo okusiimibwa mu ngeri ey’enjawulo mu kukuza olunaku lw’abajulizi olutegekebwa buli mwaka nga June 3rd. Mu 1886, Paulo Mukajanga ng’akolera ku biragiro bya Kabaka Mwanga yatta […]

Poliisi ewenja Dereeva atomedde Abalamazi 2 ne bafa ku lwé Masaka

Poliisi ewenja Dereeva atomedde Abalamazi 2 ne bafa ku lwé Masaka

Ivan Ssenabulya

June 1st, 2023

No comments

Bya Gertrude Mutyaba ne Rita Kemigisa, Poliisi eri mu kuyigga ddereeva wa bbaasi ekika kya Isuzu eya Perfect Company egambibwa okukoona abalamazi abakyala babiri okuva e Masaka enkya ya leero. Akabenje akaabaddemu bbaasi Reg No. UAL 881Z kagudde ku St Lawrence -Nakati ku luguudo oluva […]

Aba IFRC basabye Gavt okwongera kunsimbi zéteeka mu byóbulamu

Aba IFRC basabye Gavt okwongera kunsimbi zéteeka mu byóbulamu

Ivan Ssenabulya

June 1st, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kyensi yonna omwegatira ebibiina by red cross ki International Federation of Red cross ( IFRC) n’aba Red Crescent societies basabye gavumenti okwongera kunsimbi zeteeka mu byobulamu ne kitundu 1% bwogerageranya nensimbi zeggwanga. Kino kye kimu ku biteeso mu lipoota y’obutyabaga mu […]

Basalirwa wakwegatta ku Ssaabawolereza wa Gavt mu kulwanirira Etteeka

Basalirwa wakwegatta ku Ssaabawolereza wa Gavt mu kulwanirira Etteeka

Ivan Ssenabulya

June 1st, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Eyaleeta ebbago ly’etteeka erirwanyisa ebisiyaga erya 2023 eryafuuse etteeka, Asuman Basalirwa agamba nti wakuteekayo okusabakwe mu kkooti ya ssemateeka emukkirize okwegatta ku ssaabawolereza wa gavumenti balwanirire e tteeka erirwanyisa ebisiyaga. Kino kiddiridde abalwanirizi b’eddembe okuddukira mu kkooti eno nga bawakanya etteeka erirwanyisa […]

Poliisi eweze Kamera ne Bijaketi e Namugongo

Poliisi eweze Kamera ne Bijaketi e Namugongo

Ivan Ssenabulya

June 1st, 2023

No comments

Bya Damali Mukhaye, Ngábalamazi okuva ebule ne bweya bakyagenda mu maaso nokwekulumulula nga bolekera ebiggwa bya bajjulizi e Namugongo okwetaba ku bijjaguzo byomulundi guno ebinabeerawo nga 3rd june ku lwomukaaga luno, poliisi eweze kamera ne bijaketi ebinene. Bwabadde ayogerako ne Dembe FM, omwogezi wa KMP, […]