Bya Prossy Kisakye, Sentebe wa LC 1 ku kyalo kya creted towers e Nakasero Loy Irumba asabye abakuuma ddembe okubazimbira police post mu kitundu kyabwe oluvanyuma lw’obubbi okweyongera.
Nga ayogerako ne ddembe fm Irumba agamba nti ekitundu kyabwe kifuuse kya bulabe nyo naddala mu budde bw’ekiro mu bitundu bya golf course ne birala.
Kati asabye ssabapoliisi okubadukirira…
Bya Prossy Kisakye, Abatembeeyi abatambuza eby'amaguzi nga begatira mu kibiina kyabwe akya Kampala mobile district Hawkers Forum bawanjagide omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museveni okudamu okulondoola ku ensonga ya banaabwe abakwatibwa.
Bano bagamba nti ekiragiro kya pulezidenti kyeyayisa gye buvudeko eky’okuta abatembeeyi abasibwa mu makomera tekyatekebwa mu nkola nabuli kati banaabwe bakyaliyo mu makomera babonabona.
Okusinzira ku sentebe…
Bya Sadat Mbogo
Poliisi mu district y'e Mpigi eriko abantu 3 beekutte bajiyambeko mu kunonyereza ku kuttibwa kw'omukyala mu kabuga k'e Kayabwe ku lunaku olwakeesa olwokusatu.
Okusinziira ku akolanga omuduumizi wa poliisi e Mpigi Elias Twesigye, abakwate kuliko omugoba wa mmotoka yomusenyu, owa bodaboda n'omukazi omu agambibwa nti yeeyatuma bano okutta.
Eyattiddwa ye Brenda Nalukenge owemyaka 25, abadde…
Bya Ivan Ssenabulya
Asinzidde ku kanisa ya St. Phillip and Andrew’s Cathedral e Mukono mu kusabira eyali munamaywlire ku Radio Uganda James Kunobwa Kezaala, era eyaliko omukubiriza wolukiiko lwa district ye Mukono.
Ono yafudde kirwadde ekyokusanyalala ku lunnaku lwe Sunday, wabula omulabirizi agambye nti abantu basaanye okukola ebintu ebirungi ebinabajjukirwako so ssi ebikyamu.
Kati mu bubaka omukulembeze we…
Bya Ivan Ssenabulya
Abavubuka ba NRM wansi weksinde kya NRM Isolated Youth balangiridde nti abgenda kwessa mu ddene, okwolkere aamaka gobwa presidenti Entebbe ku Bbalaza okutuusa okwemulugunya kwabwe.
Bano bemuluguny kungeri omukulembeze w egwnaga era ssentebbe weibiina gyalondamu abayimbi, ensangi zino ku bifo ate bbo abawagidde ekibiina okumala ebbanga nabaleka bbali.
Kati nga bakulembeddwamu ssentebbe wekibiina Ibrahim Buyinza,…
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi mu district ye Kwen eriko omusajja wa myaka 25 gwegalidde, ku misango gyokusobya ku mwana owemyaka 13.
Omukwate nga mugoba wa boda boda mutuuze mu gombolola ye Ngenge mu district ye Kwen.
Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Sipi Rogers Taitika, agambye nti ono yefudde ayamba omwana ono okumutwalako bweyabadda ava ku ssomero, namutwale…
By Malikh Fahad
Poliisi mu district ye Rakai etandise okunonyereza kungeri omusajja gyavudde mu mbeera natta muganda gwe, ngamunenya okubba omwenge gwe.
Kati poliisi ekutte James Ssali omutuuze we Kasabukenge mu gombolola ye Byakabanda e Rakai, ayambeko mu kunonyereza lwaki yasse owomusaayi gwe Peter Lukwago.
Bano kigambibwa nti baafunye obutakanya nga kigambibw anti omugenzi yabadde abbye akaveera ka…
Bya Joel Kaguta
Laddu ekubye omuntu omu nemutta, mu kabuga ke Kinyabakazi mu gombolola ye Muhokya mu district ye Kasese.
Ssentebbe we gombolola Ernest Masereka Kasoke, akaksizza okufa kwa Bright Bwambale, ngabadde ava mu bitundu bye Kisinga.
Bino bibaddewo wakati mu nkuba namuikwa ebadde etonnya esudde amayumba, neyonoonaneguudo mu kitundu ekyo.
Guno ssi gwemulundi ogusoose, kinajjukirwa nti mu Septemba…
Bya Abubaker Kirunda
Abatuuze abakambwe okukira ennumba baliko omukazi gwebagobye ku kyalo nga bamunenya okubeera nolugambo.
Bino bibadde ku kyalo Nakanyonyi annex mu tawuni kanso ye Bugembe e Jinja.
Mu lukiiko olukubirziddwa ssentebbe we kyalo Eriya Mupere abatuuze basizza kimu, nebamugoba, nga bagamba nti asusse okutabula ono nooli, ngatambuza ebigambo.
Wabula ono yegaanye byebamulumiriza, ngamba nti bamuwayiriza nga kino…
Bya Abubaker Kirunda
Omusajja owemyaka 43 awonedde watono okutibwa abatuuze, ababadde bamulumiriza okusobya ku muwala we owemyaka 7.
Bino bibadde ku kyalo Nairika mu gombolola ye Bulongo mu district ye Luuka.
Ono nga mugoba wa boda boda ssentebbe wa LC3 Hussein Taitika, yamutasizza.
Agambye nti amwulire bwegabagudde mu matu, abatuuze nebamugwako ekiyifiyiifu okumukuba, era bwebamutasizza amangu ddala nebamuwaayo eri…
