Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Ogwa Sodo gulamuddwa

Bya Ruth Anderah, Kkooti enkulu mu Kampala etegezeza nti ekye kibiina ekiri mu buyinza ekya NRM obutasimbawo muntu kuvuganya ku kifo kyomubaka wa palamenti akikirira abé Mawogola North mu disitulikiti yé  Ssembabule bwekitali kituufu. Kino kyadirira Sodo Kaguta okudukira mu kkooti nga awakanya abakulu mu kibiina okugaana okumulangoirira nga kandidenti waabwe mu kitundu ekyo Okusinzira ku bujjulizi…

Read More

Ettemu lizeemu e Rakai

Bya Malikh Fahad Poliisi mu district ye Rakai etandise okunonyereza kungeri omusajja gyeyatiddwamu, omulambo gwe nebagusuula mu lusaalu. Entiisa eno ebadde ku kyalo Kibale mu gombolola ye Byakabanda e Rakai abatmanya ngamba bwebatemudde Matthias Kabagambe owemyaka 40. Okusinziira ku batuuze ono basemba kumulaba mu katawuni, ku lunaku Lwomukaaga, era babadde mu kutya okwamanyi ate bwebamusanze nga mufu wa jjo. Omwogezi wa poliisi mu…

Read More

Abagenda mu masabo balabuddwa

Bya Ivan Ssenabulya Omulabirizi wa Mukono Dicoese James William Ssebaggala ajjukizza abakulembeze nti obuyinza buva eri Katonda, era nabalabula ku kugendanga mu masabo. Bino yabyogeredde ku kkanisa ya St Philips Kayini e Bukoba ku kweyatereddeko abaana 66 emikono. Agambye nti Katonda yawa obukulembeze era emikisa balina kujinoonya mu makanaisa ssi mu masabo.

Read More

Eyagenze okunaaba basanze mulambo

Bya Abubaker Kirunda Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Bukiki mu gombolola ye Namaremba mu district ye Kaliro omusajja owemyaka 23, bwasirittuse nagwa nakalirawo. Omugenzi ye Hussein Kalule ngabadde mugoba wa mmotoka kika kya loole, eranga mutuuze ku kyalo kino. Ssentebbe we kyalo Grace Mukulu agambye nti bino bibaddewo, ono bwabadde agenze okunaaba oluvanyuma basanze mulambo. Kati poliisi ejeewo omulambo…

Read More

bannauganda 2 bakubiddwa amasasi e Rwanda ne bafiirawo

Bya Juliet Nalwoga, Bannauganda 2 bakakasidwa okuba nga bakubiddwa ebyasi ebibagye mu budde ku nsalo ya Uganda ne Rwanda. Bino bibadde ku kyalo Tabagwe mu disitulikiti y’e Nyagataree Rwanda era nga kigambibwa bano battiddwa eggye ly’eggwanga elya Rwanda ku bigambibwa nti babadde bakukusa taaba okumuyingiza munsi yaabwe ate nga kimenya mateeka. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye…

Read More

Abasiraamu batabukidde banaabwe ku by’emaali y’obusiramu

Bya Shamim Nateebwa, Abakulembeze b'obusiramu ku muzikiti e Kibuli batabukidde abamu ku basiramu banaabwe abenyigidde mu kusanyawo ebintu by'obusiramu naddala amasomero ga UMEA be bagambye nti ku mulundi guno sibakuweebwa mwaganya. Bino byabadde ku muzikiti e Kibuli ku mikolo egya mawuledi egy'okujjaguza amazaalibwa ga nabbi Muhammad. Supreme mufuti wa Uganda Sheikh Sulaimaan Kasule Ndirangwa asinzidde ku mukolo…

Read More

Amaka agasoba mu 100 e kayunga golekedde okusengulwa

Bya prossy Kisakye, Abatuuze abasoba mu 100 e Nkoko mu gombolola y'e Kasawo ekisangibwa mu disitulikiti y'e Kayunga emitima gibali ku mitwe, oluvanyuma lw'okufuna okutiisibwatiisibwa okugobwa ku ttaka kwe bawangalidde emyaka n'ebisiibo. Abaana ba Lukwago abagambibwa okuba nti jjaajaabwe yeyatunda ettaka lino babyeganye nti tebabimanyiko. Wabula bbo abatuuze ababadde abaawu baweze nti sibakwabulira ttaka kwe bamaze emyaka. Ye…

Read More

Aba pipo power bawera

Bya Rita Kemigisa,Ab’ekisinde kya people power balayidde okwongera amaanyi mu kawefube waabwe naddala kati nga ekibiina ekiri mu buyinza kyagala ku bayingirira. Kino kidiridde aba NRM nabo okutondawo ekisinde kya bavubuka kigwise bwenyi ne kikulemberwa omubaka we kyadondo east Robert Kyagulanyi aka Bobi Wine. Okusinzira ku mwogezi w’ekisinde kya people power Joel Senyonyi ekisinde kyaba NRM ate…

Read More

Etteeka lijja ku bakayungirizi b’ettaka

Bya Prossy Kisakye, Govumenti erimu nteekateeka zakuleeta etteeka erinalungamya bakayungirizi b’ettaka mu ggwanga. Nga ayogerako ne ddembe fm omwogezi wa ministry y’ettaka amayumba n’enkulakulana Dennis Obbo agambye nti bali mu nteekateeka zisembayo n’oluvanyuma baakutwala ebbago lino mu lukiiko lwa baminisita likakasibwe Obbo anyonyodde nti babadde bafuna okwemulugunya kungi eri abantu abanyagidwako ettaka lyabwe mu lukujukuju lwa babulooka…

Read More

Aba Islamic University batikidde badokita abasoose ku ttendekero lino

Bya Juliet Nalwoga, Ettendekero lya Islamic University litikidde abayizi abasokedde ddala okusoma obwadokita. Bwabadde ayogerera ku matikira g’abayizi wali e Mbale ag’omulundi ogwa 27th, Dr Ahmed Kawesa akulira univasite eno alaze obwetaavu obw’okwongera ku muwendo gwa basawo mu ggwanga bwatyo n’akubira minisitule y’e by’obulamu omulanga okubaako kyekola okulaba nti omuwendo gw’abasawo gweyongerako. Okusinzira ku kitongole kye by’obulamu…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play