Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Omusajja abby’essimu y’omusirikale

Bya Abubaker Kirunda Poliisi ye Iganga eriko omusajja owemyaka 22 gwegalidde, nga kigwmabibwa nti yafudde nkuyege tetya ssabo nabba essimu yomusirikale eyomu ngalo. Omukwate kigambibwa nti yayingidde wofiisi yatwala okunonyereza ku buzzi bwemisango ku CPS e Iganga, nga yefudde ayagala okuyambibwa wabula oluvanyuma nabuuka ne ssimu yomusirikale eyekika kya Techno. Omuddumizi wa poliisi mu district ye Iganga David…

Read More

Omusibe abadde anatera okuteebwa asobezza ku muwala

Bya Malikh Fahad Poliisi mu district ye Masaka eriko omusibe gwezeemu nekwata, nga kigambibw anti yasobezza ku mwana omuwala owemyaka 13. God Kayemba abadde ku kibonerezo kya myaka 2 mu kkomera lye Kyanamukaka, ku misango gyobubbi. Ono babadde bamukiriza okutambula wabweru we kkomera, kubanga ekibonerzo kye kibadde kinatera okugwako, wabula gyayasanze owama namutunuza mu mbuga za sitaani. Omwogezi wa…

Read More

Ekibuga kiguddemu ensasagge Bobi Wine bwalabiseeko

Bya Shamim Nateebwa Ekibuga kiguddemu ensasagge, emisana ga leero ngebeera ya ddukadduka. Eno poliisi egobaganye nabantu, nabo nebanukiuza amayinja nga kigambibwa nti Bobi Wine alabiddwako mu kibuga. Kati ekigenda mu maaso poliisi eri ewenja ebifo ebyenjawulo nga bagamba nti Bobi Wine yekwese. Bbyo ebyokwerinda byongedde okunywezebwa kulwe Busabala, nga poliisi namagye biyiriddwa mu bifo ebyenjawulo. Emisanvu egyenjawulo era gitereddwa ku…

Read More

Abafumbo babakutte lwabubbi

Bya Abubaker Kirunda Ab’obuyinza mu divison ye Wakisi mu munispaali ye Njeru mu district ye Buikwe baliko abafumbo bebakutte, ku misango gyobubbi. Abakwate batuuze mu Kiira zone nga kigambibwa nti babaddenga bamenya amayumba gabatuuze. Ssentebbe wa LC 1 Hassan Waguma Baseke agambye nti kino kyadiridde abatuuze okusanga omukyala ngayambadde engoye, enzibe. Kati agambye nti bakebedde ennyumba era nebazulamu ebintu…

Read More

Museveni asabye abakulembeze okwewala enguzi

Bya Rita Kemigisa, Omukulembezze wa kuno Yoweri Museveni asabye abakulembezze mu ggwanga lino n’olukalul lwa Africa okwewalira ddala enguzi bwebabanga bagala okuwangala. Bino abogeredde ku mukolo ogw’okusabira eggwanga okwabuli mwaka  okukwatidwa mu Kampala, Museveni ategeezezza ng’abakulembezze bangi bwebeefiiriza emikisa gyabwe mu bulamu olw’obutaba besigwa kimala eri abantu be bakulembera. Ono asomozza n’abavubuka ab’egwanyizza obulkulembezze okusigala nga bakakakmu. Ayongeddeko…

Read More

Aba banka y’ensi yonna beeralikirivu

Bya Damali Mukhaye, Ssente gavumenti zeteeka mu by’obulimi zikyali ntono nyo bwogeragerenya n’amawanga agali mu buvanjuba bwa Africa. Okusinziira kwa alipoota ya bank y’ensi yonna ku by’obulimi ,efulumizidwa olwaleero Uganda yassa ebitundu  3.6% ku mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2019/2020, Kenya 5.2%, Rwanda 5.3%  kyokka nga Tanzania yassaamu ebitundu  3.9%, eky’oyoleka  nti Uganda yeyakwebeera. Bwabadde afulumya alipoota eno mu…

Read More

Gavumenti esabbidwa okutunulira ekibuuzo kya bannauganda

Bya Prossy Kisakye, Ng’emikolo gy’eggwanga egy’okwefuga gibulako ssaawa bussaawa banna kibiina kya Democratic Party basabye gavumenti okutunulira ekibuuzo kya bannaUganda abasinga eky’okukyussa obukulembezze. Mu kwogerako eri bannamawuliire mu ku kitebe ky’ekibiina  omuwandiisi wa mawulire ow’omukulembezze w’ekibiina kya DP Fred Mwesigwa ategeezezza nga ekibuuzo bwekitali ku nguundo,masanyalazze,ntindo wadde amafuta bannauganda bagala kulaba kyukakyuka mu bukulembezze bweggwanga lino. Mwesigwa…

Read More

Ow’emyaka 29 asobezza kuw’emyaka 8

Bya Ruth Anderah Omusajja ow’emyaka 29 asimbiddwa mu mbuga z’amateeka navunanwa omusango gw’okwekakatika ku mwana wa mulirinwawe we, ow’emyaka 8 gyokka. Magezi Docans asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti enkulu mu Kampala Jane Frances Abodo amusomedde omusango, wabula nagwegaana. Oluvanyuma omulamuzi amusindika mu kkomera e Luzira yebakayo okutukira ddala nga Octoba lwanakomezebwawo atandike okuwerenemba n’omusango gw’okusobya ku mwana…

Read More

Omukulu we ssomero abbye ssente eza UPE

Bya Malikh Fahad Poliisi ngeri wamu nabatwala ebyenjgiriza mu district ye Lyantonde ebakanye nomuyiggo ku mukulu we ssomero agambibwa, okubulankanya ssente ze ssomero. Fred Mbarebaki nga yakulira essomero lya Lwamawungu P/S mu district ye Lyantonde kigambibwa nti yagenda ku accounta ye ssomero najjayo ssente eziva mu gavumenti, okuwagira emirmu gye ssomero wansi wa bonna basome, nazizza ku…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play