Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Omukulu we ssomero akwatiddwa lwakubunkanya ssente zabayizi

Bya Abubaker Kirunda ne Joseph Omollo        Poliisi mu tawuni kasno ye Buwenge eriko nannyimni we ssomero gwegalidde, nga kigambibwa nti yabulankanya ssente ezabayizi aba S4, ezokwewandiisa mu kitongle kyebigezo ekya UNEB. Omuddumizi wa poliisi mu kitundu kya Kiira North, Henry Mugarura agambye nti kino kidiridde abayizi okukeera bakole ebigezo byabwe wabula nebakokomalira awo, aba…

Read More

Omuyizi we Makerere afiridde mu kidiba

Bya Ritah Kemigisa Entiisa ebutikidde abe Makerere, omuyizi bwafiridde mu kidiba ekiwugirwamu. Omumyuka wa ssenkulu ku ttendekero lino Prof Barnabas Nawangwe akaksizza okufa kwa James Uwimpuhwe, abadde asoma ebya Arts mu mwkaa gwe ogwokubiri. Nawangwe bino abiyisizza ku mukute gwe twitter, ngagambye nti omugenzi yabadde agezaako okubbira awugire wansi mu mazzi wabula nalemrere aokusinziira ku baddukanya ekifo omwana…

Read More

Gavumenti esabiddwa ku bikwata ku mwana ow’obuwala

Bya Benjamin Jumbe, Gavumenti esabiddwa okufuba okulaba ngetumbula embeera yomwana owobuwala. Omulanga guno gukubidwa ekibiina kya Uganda Youth Development Link oluvanyuma lweggwanga okwegatta ku mawanga amalala okukuza olunaku lwomwana ow’obuwala olunaku lweggulo Ng’ayogerako ne ddembe fm omumyuka w’akulira ekibiina kino Anne Nabulya agamba nti abawala basanga nyo okusomozebwa kwembeera yebyenfunma eibawaliriza okukola ebitali bituufu. Kati asabye gavumenti okuyambako…

Read More

Eyasobya ku mwana owemyaka 7 asibiddwa emyaka 22

Bya Maliki Fahad, Kkooti enkulu e Masaka eriko omusajja gwekalize emyaka 22 agimale mu mbuzzi ekogga llwakusobya ku mwana atanetuuka. Omusajja kagwensonyi ono ategerekese nga Saidi Waswa 43, yasaliddwa omusango gwokujula ebitanajja ku muzukulu wa mukamaawe Ruth Nakyeyune. Oludda oluwaabi nga lukulembedwamu Shebah Byakutaga lutegezeza omulamuzi Dr Winfred Nabisinde nti Waswa omusango yaguza nga 30.11.2014 ku kyalo…

Read More

Gavumenti esabiddwa kunsimbi z’abayizi

Bya Prossy Kisakye, Eyaliko kyansala wa Makerere University Prof. George Mondo Kagonyera asabye gavumenti enkyuse ensimbi z’ebadde ewa abayizi abagezi eziwe abo abatasobola kufuna nsimbi za university kubanga abayizi abayitibwa abagezi mu masomero amalungi abafuna sikaala zino basomesebwa kuyita bigezo mungeri yonna omuli n’okubibba. Ono agamba nti abayizi bano yadde gavumenti ebateekako essira emirundi mingi tebayitira…

Read More

Bannabyanfuna basabye gav’t ku byentereka

Bya Rita Kemigisha, Government esabidwa okuvaayo n’amateeka aganawaliriza bannauganda okujumbira okutereka ensimbi ze baneyambisa mu bukadde bwabwe. Okusinzira ku munnabyafuna Ramathan Goobi empisa y’okutereka eyononese nyo mu ggwanga lino olw’endowooza ya bannauganda nti obulamu bumpi ne bagala okulya ezaabwe nga bukyali. Wabula ono agamba nti yadde nga bannauganda bafuna kitono walina okubaawo etteeka eribawaliriza okutereza wakiri ebitundu…

Read More

Omukulu we ssomero bamukutte lwa kusobya ku muyizi

Bya Abubaker Kirunda Poliisi mu district ye Luuka eriko omukulu we ssomero gwegalidde, ku kigambibwa nti yasobezza ku muyizi owa S1. Omukwate mukulu wa sosmeri erimu mu gombolola ye Bulongo nga kigambibwa nti yatikka nomwana ono owemyaka 15 olubuto. Kino kyadiridde omwana okulwana nga tawona, oluvanyuma lwokujjamu olubuto luno. Omuddumizi wa poliisi mu district ye Luuka John Bosco akakasizza nti…

Read More

Omukuumi eyatta muganzi we bamusibye emyaka 39

Bya Malikh Fahad Kooti enkulu e Masaka eriko omusajja owemyaka 22 gwesibye emyaka 39 oluvanyuma lwokusingisbwa emisango gyobutemu. Darausi Kamulegeya nga mukuumi mu kitongole kyobwanannyini, mu Tiger Security Limited, kooti ekizudde nti yatta Jenifer Omonding, eyali muganzi we ngomusango yaguzza ne munne bwebaali bakola Anyway Quinto. Omulamuzi Dr Winfred Nabisinde yye munne Quinto yamusiba emyaka 34 mu mwezi ogwomunaana. Oludda…

Read More

Abazigu balumbye ekkolero ly’engoye e Wakiso ne babba ensimbi

Bya Sadat Mbogo Abakozi mu kampuni ya Mmacks investment limited bawonedde watono okuttibwa, abazigu bwebalumbye kampuni eno n'emmundu mu kiro ekikeeseza olwaleero wali mu district ye Wakiso. Bino bibadewo ku sawa nga mwenda nekitundu, omu kubakozi bw'abadde agenda ewaka n'asanga ekibinja ky'ababbi olwo nebamubuuza nti balina abakuumi bameka ku kampuni eno, nebiralala ebikwata ku mmundu zebakozesa. Ono oabagambye nti…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play