Bya Musasi Waffe
Poliisi ku kyalo Lukango mu gombolola ye Kamengo mu district ye Mpigi eriko omusajja wa myaka 38 gwegalidde, ku bigambibwa nti yasobezza ku mwana wa mwanyina owemyaka 7, ate namusiiga nakakwuka ka mukenenya.
Okusinziira ku mudumizi wa poliisi e Mpigi Joab Wabwire, omwana ono abadde muyizi mu kibiina ekisooka mu ssomero erimu mu kitundu…
Bya Shamim Nateebwa
Olwaleero obwakabaka bwa Buganda bugenda kujaguza amfuga gaabwo agomulundi ogwa 57, nemikolo gigenda kukwatibwa mu Gombolola ye Masuliita mu ssaza lye Busiro.
Kati empologoma ya Buganda Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye okulabikako eri Obuganda ku mikolo gino, era egikozesebwa okukuza Bulungibwansi nolunnaku olwa gavumenti ezebitundu.
Omutanda yatuuse mu ssaza lye lino olunnaku lwe…
Bya Ivan Ssenabulya
Omulamuzi w’eddala erisooka mu kkooti ento e Mukono Tadeo Muida agobye okusaba kwa Ssabawabi wa gavumenti, kweyatakayo ngayagala ngajja emisango minisita omubeezi owebyuma bi kalimagezi era omubaka omukyala owa district ye Kayunga Aidah Nantaba n’abasirikale ba poliisi abalala 3.
Kino kyadiridde aba famire yomugenzi Ronald Ssebulime nga bayita mu munnamateeka waabwe Muwada Nkunyigi okwemulugunya…
Bya Abubaker Kirunda
Waliwo omukazi owemyaka 25 akwatiddwa nga kigambibwa nti yakidde bbaawe namusalako ebitundu bye kyama, ngamulanga obwenzi.
Omukwate mutuuze mu tauni kanso ye Namayingo, nga kigambibw anti yalumbye kabiite we Joseph Baraza namukolako obulabe buno.
Kati omubaka wa gavumenti e Nmayingo Sylvester Opira akakasizza bino, era nategeeza nga omukazi bweyakozesezza akambe okusalako baabwe amaka.
Kati omusajja addusiddwa…
Bya Moses Ndaye, Abayizi abasoma obwa dokita bayimiriza ak’endiimo kaabwe ke babadde bategese olwaleero.
Kino kidiridde palamenti okubasuubiza okukola kunsonga zaabwe
Omwezi oguwedde abayizi bano okuva mu malwaliro 35 okwetoloola eggwanga bateeka wansi ebikola nga bawakanya ekyokusasulwa obubi nokusula obubi
Kati akulira ekibiina ki Federation of Uganda medical intern’s welfare Dr. Herbert…
Bya Prossy Kisakye, Eyaliko omubaka wa Makindye East mu lukiiko lw’eggwanga olukulu Mike Mabike asabye ab’oludda oluvuganya okuyigira ku kulonda okwabadde mu disitulikiti ye Hoima ne Kaabong bwebaba nga bakutuuka mu bukulembeze
Nga ayogerako naffe Mabike anyonyodde nti okudamu okulonda okwali mu disitulikiti zombie ab’oludda oluvuganya balaga obunafu bungi ne balemererwa…
Bya Damali Mukhaye, Abasomesa mu disitulikiti y’e yumbe balajanidde gavumenti ebadukirire ebazimbire enyumba z’a basomesa ne sitaafuluumu basobole okukakalabya emirimu obulungi.
Omusasi waffe yalambuddeko ekitundu kino era n’azuula nti amasomero 5 ge balina abasomesa bye basomesa abayizi babitegekera mu miti tebalina wakukolera.
Omukulu w’essomero lya Aringa Islamic primary school Hamid Ezangu atubulidde nti…
Bya Prossy Kisakye, Minisita akola ku nsonga z’ettaka obulimi n’obweggasi owek Mariam Mayanja Nkalubo alabudde abasuula kasasiro n’okuta emyala gya kazambi mu Nyanja ya kabaka nti kino bakikomye kubanga bagenda kwatibwa.
Owek.abadde mu kugoggola enyanja wali mu ndeeba nga awerekedwako meeya wa lubaga Joyce sebuggwawo.
Ono agamba nti enyanja ya kabaka abantu balina…
Bya Rita Kemigisa, Poliisi etandise okunonyereza ku kyavirideko nnambabula w’omuliro ogukute ekizimbe kya park View Shopping Centre ekisangibwa mu Kampala wakati.
Okusinzira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala ne miriraano Luke Oweyesigyire omuliro gwatandikidde mu woteeli eri ku kizimbe kino.
Wabula poliisi ezikiriza omuliro esobodde okutuuka mu budde ne guzikiza obutasananira bizimbe birala.…
Bya Damali Mukhaye, Omukulembeze w’eggwanga yoweri Museveni atendereza omugenzi Ignatius Musazi n’abakulembeze abalala abagyayo n’agomubuto okununula amawanga ga badugavu okuva mu mikono kya Beeru
Bino yabyogeredde ku kabaga akategekedwa okusonda ensimbi ez’okuzimba essomero lya I.K Musazi Innovation Institute.
Museveni yategeezeza nti abakulembeze abasooka balemererwa okugatta amaanyi okulwanyisa abazungu ne badda mu kwelwanyisa bokka na bokka
Ono agamba nti…
