Bya Benjamin Jumbe, Kamisona avunanyizibwa kunsonga z’abakadde mu ministule y’ekikula ky’abantu Masaba Sam Wekesa, agamba nti Gavumenti egenda kwongera okuwandiisa abakadde basobole okwanguyirwa okutusibwako empereza
Abakadde abasoba mu mitwalo 20 bebaganyulwa mu ntekateka ya gavumenti ey’okuwa abakadde emitwalo ebbiri ne kitundu buli mwezi era na batanatuuka ku lukalala okusasulibwa bakuwandisibwa.
Masaba agamba nti…
By Prossy Kisakye, Abatuuze b’e Lusanja abagobedwa ku ttaka lye babadde bagugulana n’omuggaga medard kiconco, batisatiisiza okusituka entwala zaabwe bazikube mu maka g’omukulembeze w’eggwanga nga bagamba nti bbo tebalina budukiro.
Kino kidiridde olunaku lw’eggulo Ekkooti enkulu mu Kampala okulagira abatuuze be Lusanja okwamuka ettaka kwe batudde mu nnaku 30 zokka oluvanyuma lw’obujulizi okutegeza nti baliliko mu…
Bya Ritah Kemigisa
Munnamawulire James Akena owomukutu gwa Reuters agambibw aokuba nti yakubibwa abakuuma ddembe, aba UPDF mu kwekalakaasa okwali mu Kampala omwaka oguwedde, embeera ye eyongedde okwononeka, nga kati atambulira mu kagaali.
Kinajjukirwa nti ebifaanyi byono byasasanira ku mitimbagano gya yintanieti nga biraga abajaasi, bamukakanyeko bamukuba waddenga awanise emikono.
Wabula bino gavumenti ybiwakanya nti tebyali bituufu era…
Bya Ruth Anderah
Omulamuzi wa kooti enkulu Tadeo Asiimwe alamudde nti omusubuzi Medard Kiconco ye nannyini ttaka omutuufu, erye Senkanyonyi Mpererwe e Lusanja.
Okusinziira ku nnamula esomeddwa ye esomeddwa omuwandiisi wa kooti Sylvia Nabaggala, abatuuze kati bawereddwa ennaku 30 okwamuka ettaka lino.
Mu nnamula eno omulamuzi agambye nti yazudde ngabasenze eboibanja baabigula okuva ku muntu mukyamu Chrispa Bitarabeho,…
Bya Ivan Ssenabulya
Gavumenti ya Uganda evuddeyo neraga weyimiridde ku nsonga zobwegugungo nendoliito ebiri mu gwnaga lya Hong Kong.
Banansi mu Hong Kong kinajjukirwa nti batandika okwekalakaasa mu June womwaka guno, ngabawakanya etteeka gavumenti lyeyali eyagala okuleeta, okuzangayo abateberzebw aokuzza emisango mu gwanga lya China bavunanirwe eyo.
Wabula omwezi oguwedde omukulembeze w egwanga Carrie Lam yajjayo ebbago lino,…
Bya Moses Ndaye, Abakulembezze babagoba ba Boda-Boda mu Kampala basabye gavumenti okubasomessa ku mateeka g’okungundo okusoboola okukendezza ku bubenje bw’okungundo
Alipoota y’ekibiina ky’amawanga amagatte ey’omwaka 2018 yalaga nga abantu 10 bebafiira mu bubenje bw’okungundo buli lunaku.
Songa alipoota ya police ye ggwanga yategezza nga ebitundu ebisooba 50% eby’obubenje bw’okungundo bwebibva ku bagoba ba boda boda era obubenje…
Bya Moses Kyeyune ne Prossy Kisakye Omukubiriza w’olukiiko lw’eggwanga Rebecca Kadaga alagidde akakiiko ka palamenti kunsonga z’amateeka okuleeta ekiteeso mu palamenti ekigyawo omusango gwa kireleese mug gwanga.
Kino kiddiridde omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni okuvaayo nayisa ekiragiro eri Poliisi n'ebitongole ebirala okuta abo bonna abavunanibwa omusango gw'obwakirereese.
Pulezidenti yavudeyo nategeeza nti teri muntu alina ku kwatibwa bwa kirerese.
Kadaga…
Bya Opio Sam Caleb
Poliisi ye Bukwenge mu district ye Kamuli eriko omusajja gwegalidde, ng kigambibwa nti yabbye amagi ga ssekoko ya mutabani we, asobole okufuna ssente okugenda okunywa omwenge.
Omukwate ye Rogers Isingoma owemyaka 46 nga mutuuze ku kyalo Bulemu zone e Kamuli.
Ono kigambibwa nti yabbye amagi ga sekoko yomwana nagatunda, 4,500/= nagenda yenytwera omwenge.
Kati omwana…
Bya Ritah Kemigisa
Poliisi etandise okunonyereza ku ku kabenje akabaddemu baasi ya link ebadde eva e Kasese okudda e Kampala, bweyevulungudde negwa mu kiwonko nerumya abasabaze abawerako.
Okusinziira ku mwogezi wa poliisi yebidduka mu gwanga Charles Ssebabulinde, baasi eno namba UBB 869/R egudde mu bitundu bye Buwalula mu district ye Mityan, mu budde bwekiro.
Agambye nti waddenga tekabadde…
Bya Abubaker Kirunda
Omuvubi afiridde mu Nyanja Nalubaale mu district ye Namayingo.
Omugenzi ye Egessa Baraza ngabadde mutuuze ku kyalo Bulundia mu gombolola ye Mutumba e Namayingo.
Bino bibadde ku mwao gwe Buhemba embuyaga bwenkunse, ngono ali mu lyato avuba.
Omwogezi wa poliisi mu Busoga east James Mubi akakasizza enjega eno.
