Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Aba DP Bloc batiisatiisiza okukuba amaggye mu mbuga

Bya Prossy Kisakye, Ab’omukaago gwa Democratic Party Bloc batiisatiisiza okuwawabira eggye ly’eggwanga erya Uganda People's Defense Forces  olw’okuvaayo ne batongozza enkofiira emyufu, ng’e kimu ku byambalo by’amaggye g’eggwanga. Okusinzira ku mwogezi w’amagye g’eggwanga Brig Richard Karemire, kino kya kanyiziddwako abakulu ab’oku ntikko mu maggye g’eggwanga, okusinzira ku tteeka lya UPDF erya 2005 Bwabadde ayogerako eri bannamawuliire  ku…

Read More

Aba NRM bagala kusisinkana Museveni

Bya Benjamin Jumbe Waliwo ekibinja kyabavubuka bekibiina kya NRM abagumbye ku maka gobwa presidenti e Nkaasero, nga babanjaokusisinkana omukulembeze w egwanga. Bano okuva mu bitundu bya Acholi bawera amakumi 50, nga bagamba nti presidenti Museveni yabasubiza wabula ensisinkano yaabwe negwa butaka mu mwezi gwomukaaga omwaka guno. Babadde bakulembeddwamu omukwanaganya waabwe mu bitundu bya Acholi Stephen Odokrach, era bagamba…

Read More

Ow’emyaka 64 asobezza kuwemyaka 8

Bya Abubakar Kirundsa Ab'obuyinza mu gombolola ye Baitambogwe mu district ye Mayuge baliko namukadde owemyaka 64 gwebakutte, nga kigambibwanti yasobezza ku mwana owmeyaka 8. Bino bibadde ku kyalo Nsinda, ngabakulembeze be kyalo bebakulembeddemu okumukwata. Omu ku bakulembeagambye nti oluvanyuma baakebedde omusajja ono nebasanga ngalina akakwuka ka mukenenya. Kati bamukwasizza poliisi emuguleko omusango.

Read More

Goonya eridde omusajja e Namayingo

Bya Abubaker Kirunda Goonya ekakanye ku musajja owemyaka 45 mu district ye Namayingo nemubwebwena. Omugenzi ye Fabiano Muganza ngabadd mutuuze ku kyalo Golofa mu gombolola ye Dolwe. Abatuuze bategezezza nga goonya bwekwakudde omusajja ono nemwongerayo mu mazzi amawangu ku Nyanja Nlaubaale nemulya. Oluvanyuma engoye ze bazisanze zintengejjera ku mazzi, Kati omwogezi wa poliisi mu Busoga East James Mubi akaksizza enjega eno,…

Read More

Bebagoba ku ttaka bakaaba

Bya Ndhaye Moses Abatuuze mu East Division mu district ye Mubende bebagobaganya ku ttaka, basabye gavumenti ebaddukirire. Mu mwezi oguwedde omwaka guno, George Kawaesi agambibwa okubeera nannyini ttaka yasindikiriza abantu abali mu 3000 okuva ku byalo 5 mu kitundu kino. Akawungeezi akayise, abamu ku batuuze bano babadde ku kitebbe kyaba mbega e Kibuli munnamateeka waabwe Erone Kiiza gyeyabadde…

Read More

Enkofiira emyufu bajiweze

Bya Ritah Kemigisa Gavumenti etongozza enkofira emyufu ng'emu ku byambalo byamagye ge gwanga. Bino webijidde ngabekisinde kya pipo ppawa ekikulemberwa omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi, amanayiddwa nga Bobi Wine nabo bakozesa eenkofira emyufu, waddenga teriiko bubonero bwamagye. Okusinziira ku mwogezi wamagye ge gwanga Brig Richard Karemire, kino kyakanyiziddwako abakulu abaoku ntikko mu magye ge gwanga, okusinziira ku…

Read More

Poliisi ekubye omukka mu basoma obusawo

Bya Shamim Nateebwa Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bayizi abasoma obusawo, abe Mulago ababadde basimbye kasooli okwolekera ku palamenti okutuusa okwemulugunya kwabwe ewa sipiika wa palamenti. Bano wansi wekibiina ekibagatta ekya Federation of Uganda Medical interns, babadde bakakatanye nebipande okuli okwemulugunya kwabwe. Babadde bakulembeddwamu Ssekyanzi Henry, wabula olutuuse ku ddwaliro lye Nakasero poliisi nebagwamu nebabuna emiwabo, bwebakubyemu omukka…

Read More

Abaana 89% tebalina mpapula zabuzaale

Bya Juliet Nalwoga Alipoota empya eyafulumiziddwa eitongole kya United Nations Children’s Fund-UNICEF eraze ngabaana mu Uganda 89% bwebatalina mpapula zaabw ezobuzaale. Alipoota eno gyebatuumye “the extent and nature of multidimensional child poverty and deprivation” enokoddeyo ebitundu bya Karamoja nti byebisngamu abaana abatono abalina birth cerificate 1% nekuddako West Nile nebitundu 4% atenga Busoga ne Bukedi bali ku…

Read More

Ababaka ba CPA bakubaganyiza ebirowoozo ku bbula ly’emirimu

Bya Damali Mukhaye, Ababaka ba palamenti abakikirira abavubuka mu kibiina omwegatira ababaka ba palamenti mu mawanga agaaliko amatwale ga bungereza baliko empenda ze batemye mu kulwanyisa ebbula lye mirimu eri abavubuka. Mu lukiiko olw’akubirizidwa amyuka sipiika Jacob Oulanya ababaka bakkiriziganyiza bukuyege nti ebbula ly’e mirimu mu bavubuka ku kyali kusomozebwa kw’amaanyi era kigwanidde okukwatira awamu okulivunuka. Bano…

Read More

Abalina akawuka basabiddwa

Bya Shamim Nateebwa, abantu abalina akawuka akasasanya ekirwadde kya mukenenya bakubirizidwa okw’ekolamu ebibiina gavumenti esobole okubayamba. Dr. Jane Mulemwa, omu kubaatandikawo ekibiina ekikwatizako abalwadde basirimu ki Aids Support Organisation bano abasabye baleme kwekubagiza olw’embeera y’obulamu bwabwe wabula bakole nyo okwegobako obwavu. Ono agamba nti kino kya kuyambako okuwangaaza ku bulamu bwabwe n’okukendeza ku bafa olw’embeera embi Okusinzira ku…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play