Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Omuwendo gw’abawala abava mu masomero gweyondde mu busoga

Bya Prossy Kisakye, Omuwendo gw’abaana abawala abawanduka mu ssomero mu bitundu bye Busoga gweyongedde nga kino kitadde abakulembera amasomero ku bunkenke. Mugabi Fred omukulu w’essomero lya Bunya ss Mayuge disitulikiti agamba nti omuwendo gwa baana abawala abawanduka mu masomero okweyongera kiva ku bwetaavu bwe balina ate nga tebasobola ku bwemalira omuli ebikozesebwa nga balabye omwezi n’ebirala…

Read More

Omusomesa bamukutte lwakubba ssente zabasomesa

Bya Mlaikh Fahad Poliisi Kyotera eriko omukulu we ssomero gwegalidde, nga kigambibwa nti abaddenga ababba ssente zabasomesa okuva ku akawunta zaabwe. Alex Bashijja nga ye mukulu we ssomero kya Lwenkakala P/S mu gombolola ye Byakabanda akwatiddwa nga kigambibwa nti yajingirira omukono gwomuysomesa we Murisheed Luyima nagenda najjayo ssente ze mu bbanka. Omwogezi wa poliisi mu district ezikola obugazi…

Read More

Eyaliisa omwana omusaayi bamusibye emyaka 2

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi w’eddala erisooka mu kkooti e Mukono Patience Koburunga asindise Namata Annet mu kkomera yebakeyo emyaka 2, olwokuliisa omwana wa bba omusaayi ngali mu nsonga. Omuwaabi wa gavumenti Irene Namboozo, yategeezezza kooti nti omuvunanwa omukwasi wa nsenene nga mutuuze ku kyalo Kitega mu munispaali ye Mukono, ngomusango yaguzza nga 6/6/2019. Ono yakakana ku mwana wa…

Read More

Omukulu we ssomero bamukutte ababba kasooli

Bya Abubaker Kirunda Poliisi ye Kaliro nayo ekutte omukukulu we ssomero nga kigambibw anti yabbye kasooli, owabaana gwebalina okulya ku ssomero. Omukwate mukulu wa ssomero lya Budeya P/S mu gombolola ye Bumanya, nga yakwatiddwa abazadde ababadde bakulembeddwamu ssentebbe we kyalo Grace Nabugero. Kigambibwa nti baamusanze atikka kasooli ensawo za kasooli ku mmotoka, okuva mu sitoowa ye ssomero amutwale. Abazadde…

Read More

Aba NRM bawangudde okulonda kw’eBunyoro

Bya Ritah Kemigisa Munnakibiina kya NRM eyakikwatidde bendera mu kulonda kwomubaka omukyala owa district ye Hoima alangiriddwa ku buwunguzi. Bwabadde alangirira ebyavudde mu kulonda kuno, akulira ebyeokulonda mu district ye Hoima Douglas Matsiko alangiridde Harriet Mugenyi Businge nga yafunye obululu emitwalo 3 mu 3,301 ate Asinansi Nyakato owa FDC era eyabadde akutte bendera eyaboludda oluvuganya gavumenti awamu…

Read More

Obunkenke bweyongedde mu kulonda kwe Hoima

BYA FRANCIS MUGERWA ne ALEX TUMUHIMBISE Obunkenke bulabika nga bweyongedde mu kulonda kwomubaka omukyala owa district ye Hoima. Eno okulonda kujumbiddwa ebitagambika, atenga ku bifo ebisnga okulonda kwtaandise mu budde. Ku Kezara polling station e Kiryatete West mu divison ye Kahoora mu munispaali ye Hoima, okulonda kwatandise kikereezi olwebikozesebwa ebitatuuse mu budde. Okusing abavubuka bebetabye mu kulonda kuno, era bangi…

Read More

Eyatulugunya omwana bamusindise ku alimanda

Bya Abubaker Kirunda Omulamuzi we ddaala erisooka mu kooti e Kaliro Wilberforce Egessa aliko omusajja gwasindise ku alimandamu kkomera, olwokutyoboola eddembe lyomwana owemyaka 4. Soul Mukunya ow’emyaka 29 nga mutuuze ku kyalo Namuningi mu gombolola ye Kisinda e Kaliro, nga kigambibwa nti yakakana ku mwana we omulenzi namaukuba ngyoku ttale, namwokya ngamulumiriza okubba enva zebyanyanja. Omuvunanwa asimbiddwa mu…

Read More

Owa FDC e Kaboongo alabika ssi byaliko

Bya Ritah Kemigisa ne Steven Ariong Okulonda kwababaka abakyala mu district ye Hoima ne Kaabong kugenda mu maaso mu bitundu ebisinga. Mu district ye Hoima okulonda kugenda mu maaso mu bifo ebisinga, okujjako ku Munisipal kanso A-Z. Omukwanaganya wemirimu gyabalondoozi bebyokulonda wansi wekitongole kya Citizens Coalition for Electoral Democracy in Uganda, Crispy Kaheru atubuliidde nti eno abant bakonkomadde,…

Read More

Aba-China oluguudo lwa Kampala-Jinja Express bagenda kulukolera bwerere

Bya Ritah Kemigisa Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni alagidde Ministry yebyentambula, bayimiriz entekateeka zaabwe okwewola ssnete, ezokukola oluguudo lwa Kampala-Jinja Expressway. Uganda National Roads Authority yabadde emaze okwetegereza kamapuni ezenjawulo nebisanyizo, abo abegwanyiza okuweebwa omulimu guno, okukola oluguudo olugenda okuva e Kampal okudda e Jinja olwa kilo mita 95. Oluguudo luno lusubirwa okuwememnta akawumbi ka $ 1…

Read More

Sseduvuto agasimbaganye n’omulamuzi

Bya Ruth Anderah, Omutuuze w’e Kosovo mu Gomboloola ye Rubaga Kigongo Sulaiman asimbiddwa mu kkooti enkulu wano mu Kampala nasomebwa emisango egy’obuliisa maanyi. Kigongo ow’emyak 31 asomeddwa emisango mu maaso g'omulamuzi Jane Frances Abodo wabula n’agyegaana. Wabula eky’okwegaana emisango tekirobedde mulamuzi kumulagira kudda mu kkomera e Luzira okutuusa September 30th lwa nadizibwa atandike okuwerenemba n'emisango gy'obuliisa maanyi. Oludda…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play