Amawulire

Minisita Engola wakuziikibwa ku nkomelero ya sabiiti ejja

Minisita Engola wakuziikibwa ku nkomelero ya sabiiti ejja

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2023

No comments

Bya Jane Nafula. Gavumenti efulumizza enteekateeka egenda okugobelerwa okuziika abadde Minister w’ensonga ez’abakozi Charles Okello Engola. Engola yakubwa masasi omukuumi we Wilson Sabiiti ku lunaku lw’okubiri kumakya mu maka ga Minister e Kyanja wano mu Kampala. Kati okusinziira ku Minisita w’ekikula n’okusitula embeera z’abantu Betty […]

Tewali munna Uganda yenna yazzeemu kwewandiisa kuva Sudan- Gavumenti

Tewali munna Uganda yenna yazzeemu kwewandiisa kuva Sudan- Gavumenti

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Gavumenti etegeezezza nga bwetannaba kubaako bantu balala banna Uganda bawangalira mu kibuga Khartoum ekya Sudan baagala kuzzibwa kubutaka. Nga 27, abantu 211 bajjibwa mu kibuga Khartoum nebatwalibwa mu gwanga lya Ethiopia ku kisaawe ky’ennyonyi Bahir Dar, nnyonyi ya Uganda gyeyabanona nebazza ku […]

Abasawo abakugu ab’ebuzibwako nabo bategeka kwekalakaasa

Abasawo abakugu ab’ebuzibwako nabo bategeka kwekalakaasa

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Abasawo abakugu mu ndadde enz’enjawulo mu gwanga, nabo bagasse ku bannabwe ba Senior Health Officers ne ba Intern okuwa gavumenti nsalesale nga bwebagenda okuteeka wansi ebikola singa Gavumenti tekola ku nsonga zibaluma zino nga bazze bazigitegeeza okuva emabega. Bano kwekuli abasawo abebuzibwako […]

Omutanda asiimye okulabikako eri Obuganda

Omutanda asiimye okulabikako eri Obuganda

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Ssentebe w’olukiiko oluddukanya empaka z’ebika by’Abaganda Haji Sulaiman Magala alangiridde ng’Omutanda bw’asiimye okulabikako eri Obuganda ng’aggulawo empaka z’ebika by’Abaganda ez’omwaka 2023. Empaka zino zakuggulwawo nga 13 omwezi guno mu kisaawe e Wankulukuku nga Enkima yakuttunka n’Engabi Ensamba. Katambala Sulaiman Magala asabye ebika […]

Okuwulira okusaba kwokweyimilirwa kwa Minisita Nandutu kwongeddwayo okutuusa enkya

Okuwulira okusaba kwokweyimilirwa kwa Minisita Nandutu kwongeddwayo okutuusa enkya

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah. Ekiwayi kya Court Enkulu etuula e Kololo ekilwanyisa obukenuzi kyongeddeyo okuwulira okusaba kw’okweyimilirwa okwatwalibwayo Minisita Omubeezi avunanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Agness Nandutu okutuusa enkya ku lwokuna nga 04/05, ku saawa taano ez’enkya. Kooti okutuuka okusalawo bweti, bannamateeka b’oludda oluwaabi basoose kulaga […]

Abantu mukaaga bafiiridde mu kibumbulukuka ttaka mu district ey’e Kisoro

Abantu mukaaga bafiiridde mu kibumbulukuka ttaka mu district ey’e Kisoro

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Ekitongole ekiduukirize ki Uganda Red Cross kikakasizza ng’abantu 6 bebakazuukawo nga bafiiridde mu kibumbulukuka ttaka ekigudde mu district y’e Kisoro mu kilo ekikeesezza leero. 5 ku bano ba munyumba emu okuva ku kyaalo are from Biizi n’omulala abadde wakukyaalo Gihuyaga byonna nga […]

Kooti etaddewo ennaku z’okutandika okuwozesa Minisita Nandutu

Kooti etaddewo ennaku z’okutandika okuwozesa Minisita Nandutu

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah. Ekiwayi kya Kooti Enkulu ekilwanyisa obukenuzi, kilonze abantu 3 okuva mu bantu babulijjo okutunuulira ebigenda mu maaso mu musango oguvunaanibwa Minisita Agness Nandutu guno nga gwekuusa ku kibba mabaati agaali ag’abantu b’e Karamoja. Minisita Nanduutu, leero akomezebbwawo mu Kooti okuva mu komera […]

Enkuba egoyezza amakubo mu gombolola y’e Nkozi mu district y’e Mpigi

Enkuba egoyezza amakubo mu gombolola y’e Nkozi mu district y’e Mpigi

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Eby’entambula mu gombolola y’e Nkozi  naddala mu makubo agayuga ebitundu eby’ebikiibuga ku byaalo mu district eye Mpigi byongedde okusanyalala olw’amakubo mangi okusalwako amazzi aganjaala olwa namutikwa w’enkuba afudemba mu kitundu ekyo. Amazzi gano gatwaliddemu n’ebitundu bya Lwera ekiviiriddeko abatuuse okusanga akaseera akazibu […]

Red Cross eyisizzaawo okulabula eri abantu b’e Kasese

Red Cross eyisizzaawo okulabula eri abantu b’e Kasese

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Ekitongole ekidduukirize ki Uganda Red Cross kilabudde nga abantu abalala bangi n’amaka gabwe bwebali mu kaseera akazibu naddala abo abebulunguludde olusozi Rwenzori mu biseera bino eby’enkuba eyongera okufudemba. Okusinziira ku kwetegereza embeera okukoleddwa ekitongole kino ekidduukirize, kizuulidda nti ng’ojjeeko abantu 5 abafudde […]

Abaho Kooti ekkirizza yeyimilirwe

Abaho Kooti ekkirizza yeyimilirwe

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Omukugu mu minisitule ya Karamoja wansi wa Office ya Ssabaminista, Joshua Abaho, 46, kooti elwanyisa obukenuzi e Kololo ekkirizza yeyimilirwe kakalu kaayo. Ono abadde alabiseeko enkya ya leero okuva mu komera e Luzira nga bweyalagirwa okuwulira okusaba kw’okweyimilirwa kwe. Omulamuzi wa Court […]