Amawulire

Kabaka aweereza Abasiraamu obubaka bwa Eid- Musabire Uganda

Kabaka aweereza Abasiraamu obubaka bwa Eid- Musabire Uganda

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Kabaka wa Buganda, Ssaabasajja Ronald Muwenda Mutebi 11 asabye Abasiraamu okwetoloola eggwanga okukozesa ebikujjuko bya Eid-al-fitr eby’omwaka guno okusabira Uganda ebeere ensi eyegombesa buli muntu. Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa akawungeezi ka leero nga kiriko omukono gwa Ssaabasajja, asabye Abasiraamu okusaba Allah abakulembeze beggwanga […]

Minisita Lugoloobi ayimbuddwa okuva mu Nkomyo

Minisita Lugoloobi ayimbuddwa okuva mu Nkomyo

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Minisita omubeezi ow’ebyensimbi, nókuteekerateekera eggwanga, Amos Logolobi ayimbuddwa okuva mu kkomera ku kakalu ka kkooti ka obukadde bwa sillingi 10. Omulamuzi wa kkooti ewozesa abalyake Ebert Asiimwe yamuyimbudde ku misango egyekuusa kukugabana amabaati agalina okugenda eri abatuuze be Karamoja abataliiko mwasirizi. Ono […]

UNEB etabukidde amasomero agasolooza ku bazadde sente ezisukkiridde okutuula ebigezo.

UNEB etabukidde amasomero agasolooza ku bazadde sente ezisukkiridde okutuula ebigezo.

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2023

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu gwanga ki UNEB, kitegeezezza nga bwekitaddewo engassi ya bukadde bw’ensimbi 40 obugenda okuwesebwa amasomero gonna ng’engassi, aganasangibwa nga gasolooza ku bazadde ensimbi ezisukkiridde ku ezo ezagerekeddwa eri abayizi abagenda okutuula ebigezo by’eggwanga ku mitendera egy’enjawulo. Ng’ayogerako eri […]

Obuwumbi 6 President bwawadde KCCA okuziba ebinnya bukyali butono

Obuwumbi 6 President bwawadde KCCA okuziba ebinnya bukyali butono

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Akulira entambuza y’emilimu mu kibuga Kampala Dorothy Kisaka mu mativu nti ensimbi obuwumbi 6 omukulembeze w’eggwanga bwalagidde Minisitule y’ensimbi ebawe nga si kitundu ku mbalirira yabwe eya buli mwaka ey’obuwumbi 26, bujja kubaako webubatuusa mu kawefube gwebagenda okutandikako ow’okuziba ebinnya wadde nga […]

Akabondo k’ababaka ba NRM basisinkana President leero ku nsonga z’ebbago ku bisiyaga

Akabondo k’ababaka ba NRM basisinkana President leero ku nsonga z’ebbago ku bisiyaga

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2023

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Akabondo k’ababaka b’ekibiina ekiri mu bukulembeze ki National Resistance Movement mu Parliament leero kasisinkana omukulembeze w’eggwanga mu maka g’obwa President Entebbe. Okusinziira ku Nampala wa Gavumenti era Sentebe w’akabondo kano Hamson Obua, ababaka mu by’okwogerako nga bali ne Sentebe w’ekibiina mwemuli n’ebbago […]

Omuliro mu nkambi ya Poliisi e Ntinda

Omuliro mu nkambi ya Poliisi e Ntinda

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2023

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Nabbambula w’omuliro asanyizzaawo agamu ku mayumba mu nkambi ya Police e Ntinda mu kilo ekikeesezza leero. Omuliro muno gutwaliddemu ne offiisi ekola ku bidduka mu kitundu ekyo. Okusinziira ku Poliisi, omuliro guno gwatandikidde mu nkambi nga gwavudde ku bulagajjavu n’oluvanyuma negusasaana okutuuka […]

Minisita Amos Lugoloobi akomawo leero mu Kooti

Minisita Amos Lugoloobi akomawo leero mu Kooti

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2023

No comments

Minisita Omubeezi ow’eby’ensimbi avunanyizibwa kuteekerateekera eggwanga Amosi Lugoloobi, leero akomezebwawo mu Kooti okuwulira wa okusaba kw’okweyimilirwa kwe wekutuuse. Lugoloobi  yakwatibwa ku lunaku lwakutaano sabiiti ewedde era natwalibwa ku Court ewozesa abakenuzi e Kololo omulamuzi Ebert Asiimwe namusindika ku alimanda mu komera e Luziro okutuusa leero. […]

Abakozi ku yafeesi ya Ssaabaminita bakungubagidde Muhakanizi

Abakozi ku yafeesi ya Ssaabaminita bakungubagidde Muhakanizi

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2023

No comments

Bya Ndaye, Moses, Abakozi mu ofiisi ya Ssaabaminisita olwaleero mu butongole bakungubagidde eyali omuwandiisi ow’enkalakkalira Keith Muhakanizi eyafiira mu ddwaliro e Milan mu Italy. Mu mmisa ey’enjawulo etegekeddwa mu Kampala, abakozi okuva mu yafeesi ya ssabaminisita booyogedde ku mugenzi Muhakanizi ng’omusajja abadde ayagala ennyo okola. […]

Katikkiro asabye abafirika okwetanira okuwandiika ebitabo ku Buwangwa

Katikkiro asabye abafirika okwetanira okuwandiika ebitabo ku Buwangwa

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga, atongoza ekitabo ‘’Obuwangwa ne Nnono’’ nómulanga eri abafirika okwetanira okuwandiika ebitabo ebikwata ku nnono zaabwe. Ekitabo kino ekyawandikiddwa omukulu wékika kyé Ngaali, Omutaka Maweesano, Deus Kyeyune Kukeera, kiyigiriza ku bintu bingu ddala naye ngókusinza byetoloolera ku […]

Omukazi asudde omwanawe mu Kaabuyonjo lwakutankana kitaawe

Omukazi asudde omwanawe mu Kaabuyonjo lwakutankana kitaawe

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2023

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Ensisi ebutikidde abatuuze ku kyalo Kibibi mu Jinja north Division omwana eyaakazaalibwa bwasuuliddwa mu kaabuyonjo. Ssentebe wa LC2 mu kitundu kino Sula Muyita ategeezezza nti abatuuze baamukubidde essimu mu kiro bwe baawulidde omwana ng’akaaba wansi mu kaabuyonjo. Muyita agamba nti abatuuze beekozeemu […]