Amawulire

Abayizi e Makerere bakusomesebwa essomo erikyusa endowooza

Abayizi e Makerere bakusomesebwa essomo erikyusa endowooza

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2023

No comments

Bya Kevin Githuku, Abakulu mu tendekero ly’e Makerere batubuulidde nti okutandika n’omwaka omwaka gw’ebyensoma ogujja baakutandika okusomesa abayizi essomo ely’okubakyusa endowooza mu masomero gonna ag’e makerere. Bino byogeddwa amyuka akulira etendekero lino Prof. Barnabas Nawangwe  ku matikkira g’e tendekero lino ag’omulundi ogw’e 73 agayingidde olunaku […]

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya batuuse dda mu benganda zaabwe

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya batuuse dda mu benganda zaabwe

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2023

No comments

Bya Rita Kemigisa, Loodi meeya wa Kampala era nga ye munnamateeka wa babaka okuli Allan ssewanyana ne Muhamad ssegiriinya atubuulidde nti bakitegeddeko nti ababaka bano baatwaliddwa mu maka g’abenganda zaabwe akawungezi ak’eggulo oluvanyuma lw’okuyimbulwa kipayopayo okuva mu kkomera e kigo. Lukwago atubuulidde nti bbo nga […]

Ababaka Ssegirinya ne Ssewanyana kyadaaki bayimbuddwa ku kakkalu ka Kkooti

Ababaka Ssegirinya ne Ssewanyana kyadaaki bayimbuddwa ku kakkalu ka Kkooti

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2023

No comments

Bya Malik Fahad, Ababaka ba Palamenti, okuli Allan Ssewanyana owa Makindye West ne Muhamad Ssegirinya owa Kawempe North kyaddaaki beeyimirirwa mu kkooti. Ababiri bano abamaze omwaka mulamba n’okusobyo ku alimanda ku misango egyekuusa ku kulya mu nsi olukwe olwaleero kkooti enkulu e Masaka ebakkiriza okweyimirirwa […]

Ababbye sente ku akawunti ya Banka bagombedwamu obwala

Ababbye sente ku akawunti ya Banka bagombedwamu obwala

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2023

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi ekutte abantu 9 ku 12 abagambibwa okuba emabega w’okubba akakadde ka doola 1.8 okuva ku akawunti ya bbanka eya Nile Energy Company Limited. Kigambibwa nti omusango guno gulimu abamu ku bakozi okuva mu matabi ga bbanka ya Stanbic ku Garden City […]

Gavt esabbiddwa okukozesa eby’obuggaga eby’omuttaka okuvugirira embalirira

Gavt esabbiddwa okukozesa eby’obuggaga eby’omuttaka okuvugirira embalirira

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kya National Economic Empowerment Dialogue-NEED kisaba gavumenti ekozese eby’obugagga by’eggwanga eby’obutonde okusonda ssente z’embalirira y’eggwanga okusobola okuwewula bannansi ku musolo omungi ogubabinikibwa ku buli kantu. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire ku ofiisi z’ekibiina e Rubaga, Pulezidenti wa NEED, Joseph Kabuleta agambye, nti […]

Minisita ayingidde munkayana zéttaka

Minisita ayingidde munkayana zéttaka

Ivan Ssenabulya

February 11th, 2023

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Minisita omubeezi alondoola eby’enfuna Beatrice Akello ayingidde mu nkaayana eziri ku ttaka lye Nakigga mu gombolola ye Bukakkata e Masaka. Ettaka eryogerwako liweza square miles ssatu nga gavumenti eri mu kaweefube w’okulisimbako ebinazi okutandika mu September w’omwaka guno. Wabula gyebuvuddeko Minisita Akello […]

Abakwatibwa obulwadde bwa Kafuba beyongedde mu ggwanga

Abakwatibwa obulwadde bwa Kafuba beyongedde mu ggwanga

Ivan Ssenabulya

February 11th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Nga Uganda yetegeka okwegata kunsi yonna okukuza nokwefumintiriza kukimbe Kya Kafuba ekimanyiddwa nga TB n’ebigenge engeri gyebiyinza okumalibwawo, Abakugu mukujanjaba obulwadde buno okuva mu kitongole kya Uganda Stop TB Partnership” berarikirivu olw’omuwendo gw’abantu abalina ebimbe bino ogweyongera buli mwaka. Olunaku lwokulwanyisa akafuba […]

Byarugaba agibbwako essimuze ziyambeko poliisi mu kunonyereza

Byarugaba agibbwako essimuze ziyambeko poliisi mu kunonyereza

Ivan Ssenabulya

February 11th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Akakiiko ka Palamenti akatekebwawo okunoonyereza ku mivuyo egiri NSSF kakwasizza erikitongole kya bambega ekya CID essimu bbiri ez’eyali akulira ekitongole kino, Richard Byarugaba n’eya akulira ebyensimbi Stephen Mwanje okwongera okunoonyereza ku mawulire agakontana agabaweebwa  mu kakiiko kano . Kino kiddiridde akakiiko akakulemberwa […]

Munnamateeka mu musango gwokutta Kirumira agenda mu Kkooti ejjulirwamu

Munnamateeka mu musango gwokutta Kirumira agenda mu Kkooti ejjulirwamu

Ivan Ssenabulya

February 10th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Munnamateeka w’omusibe eyejjerezebwa ku musango gw’okutta eyali omusirikale wa Poliisi Muhammad Kirumira, agamba nti agenda kujulira mu Court ng’ayagala omusibewe Abubakar Kalungi ayimburwe awatali wadde akakwakulizo. Kalungi yakwatibwa era naggalirwa nga 23/11 2022 ku Court Enkulu mu Kampala, amangu ddala ng’omulamuzi Marget […]

Ekisulo kyábayizi kussomero lya Wings of Hope e Jinja kikutte omuliro

Ekisulo kyábayizi kussomero lya Wings of Hope e Jinja kikutte omuliro

Ivan Ssenabulya

February 10th, 2023

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Ebintu bya bukadde bitokomokedde mu nabbambula w’omuliro ogukutte ekisulo ky’abayizi b’essomero lya Wings of Hope Primary School erisangibwa mu gombolola y’e Buwenge mu district ey’e Jinja. Omuliro guno gutandise tuuntu lya leero wabula abayizi babadde mu kibiina era mpawo noomu alumiziddwa. Nanyini […]