Amawulire

Kaliisoliiso yekokodde obulya mu kitongole kyé byényonyi

Kaliisoliiso yekokodde obulya mu kitongole kyé byényonyi

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2023

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Kaliisoliiso wa Gavumenti Betty Kamya yekokodde omuze gw’ebikorwa eby’obuli bw’enguzi mu kitongole ekivunanyizibwa ku ntambula y’omubbanga ki Uganda Civil Aviation Authority. Sabiiti eno ekitongole kino kiriko abakozi baakyo abakwatiddwa ku katambi nga bajja ku basaabaze n’abenganda z’abasaabala ensimbi mu ngeri emenya amateeka. […]

Aba ANT balonze Alice Alaso okubakwatira bendera mu kudamu okulonda e Serere

Aba ANT balonze Alice Alaso okubakwatira bendera mu kudamu okulonda e Serere

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina ekivuganya gavumenti ekya Alliance for National Transformation -ANT enkya ya leero kitongozza Alice Alaso ng’agenda okukikwatira bendera mu kudamu okulonda omubaka wa Serere County mu Lukiiko lweggwanga olukulu. Bwabadde akwasa mbendera omuntu wabwe, omukwanaganya wémirimu gyébyókulonda mu kibiina kino, Winnie Kiiza, […]

Aba DP tebaasanyukidde kya Palamenti kugyamu bwesige Minisita Namuganza

Aba DP tebaasanyukidde kya Palamenti kugyamu bwesige Minisita Namuganza

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kye byobufuzi ekya Democratic Party tekyawagidde ekya babaka mu lukiiko lweggwanga olukulu okugya obwesige mu minisita omubeezi owe byamayumba Persis Namuganza. Olunaku lweggulo ababaka ba palamenti mu lukiiko olwakubirizibwa omumyuka wa sipiika Tomas Tayebwa abawera 248 bakubye akalulu akagyamu obwesige minister […]

Abakozi ba minisitule yébyóbulamu bakuteekebwa ku Minzaani

Abakozi ba minisitule yébyóbulamu bakuteekebwa ku Minzaani

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ministry y’eby’obulamu etandise okulowooza ku nkola egenda okugobelerwa okuteeka ku minzaani abakozi baayo okutuukira ddala mu zi district n’ekigendererwa eky’okulaba nga bongera kunkola ey’emilimu n’obuweereza eri abantu. Omuwandiisi Ow’enkalakkalira mu Ministry y’eby’obulamu Dr. Diana Atwiine, agamba nti olw’okuba obuweereza businga mu zi […]

Gavt essabiddwa okwongera okugya omusolo ku Bagaggafugge

Gavt essabiddwa okwongera okugya omusolo ku Bagaggafugge

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekitongole kyóbwannakyewa ekya Oxfam kiwadde gavumenti amagezi okwongera okunyweza emiwatwa egiri mu nsasula y’omusolo, bannagagga mwebayita okugyepena kileetewo obw’enkanya eri abawi bómusolo mu gwanga. Bino bibadde mu kukubaganya ebilowoozo ku musomo ogukwata ku musolo n’enkunganya yagwo nga batunuulidde abantu abalina ensimbi enyingi, […]

Omusango gw’ababaka teguwuliddwa

Omusango gw’ababaka teguwuliddwa

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2023

No comments

Bya Malik Fahad, Okuwulira okweyimilirwa kw’ababaka Allan Ssewanyana ne Mohamad Ssegirinya okubadde kusuubirwa okubaawo leero mu Kkooti enkulu e Masaka kugudde butaka. Kiddiridde abawaabi ba Gavumenti okutegeeza omulamuzi Lawrence Tweyanze nga bwebatabadde beetegefu kugenda mu maaso n’omusango gw’okuwulira okweyimilirwa kwabasibe ababiri nga bakyaalina omusango omulala […]

Besigye agaaniddwa okugenda mu Lukungaana

Besigye agaaniddwa okugenda mu Lukungaana

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2023

No comments

Bya Abubaker Lubowa Poliisi eganye eyaliko senkaggale wa FDC Dr Kiiza Besigye okugenda okwetaba mu kukubaganya ebilowoozo ku mulamwa gw’okuzimba omukutu gw’okusaabaza amafuta ogwa EACOP. Dr Besigye atuuse ku Emrald Hotel ku luguudo lwa bombo road awabadde wategekeddwa okukubaganya ebilowoozo kuno wabula kimubuseeko bwasanze ng’ekubo […]

Omubaka Ssemujju Nganda yekubidde enduulu mu palamenti

Omubaka Ssemujju Nganda yekubidde enduulu mu palamenti

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2023

No comments

Bya Rita Kemigisa, Omubaka wa Kira Municipality mu Parliament Ssemuju Ibrahim Nganda yekubidde enduulu eri Parliament nga ayagala okufuna okuwaburwa ku kiki ekirina okukolebwa ku babaka ba Parliament abategekera banna magye enkiiko z’eby’obufuzi. Kidiiridde ababaka bangi okulabwako nga batambulira ku lusegere lwa Mutabani w’omukulembeze weggwanga […]

Uganda efunye eddagala ly’omusujja eriweza obukadde bwensimbi18

Uganda efunye eddagala ly’omusujja eriweza obukadde bwensimbi18

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ministry y’eby’obulamu etegezeza nga Bantu 400 bebafa omusujja gw’ensiri buli mwezi ,nga Kati waliwo amakampuni agavuddeyo negaddukirira minisitule neddaggala ly’omusujja gwensiri eribalirirwamu obukadde bwezakuno 18 nga lino lyakutwalibwa mu district ye Kakumiro liyambeko abeeyo okwetangira endwadde. Bino byasanguziddwa Dr.Patrick Tusiime kamisona avunanyizibwa […]

Abatabufu b’emitwe b’eyongedde mu ggwanga mu myaka ebiri egiyise

Abatabufu b’emitwe b’eyongedde mu ggwanga mu myaka ebiri egiyise

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2023

No comments

Bya Moses Ndaye, Abasawo ku ddwaliro e Butabika bagamba nti obulwadde bwa batabufu be mitwe bweyongedde nyo mu ggwanga mu myaka 2 egiyise. Akulira eddwaliro lino, Dr. Juliet Nakuu agamba nti ekirwadde kya COVID-19 kye kimu ku bizibu ebyavaako abatabufu b’emitwe okweyongera. Agamba nti wadde […]