Amawulire

Kabuleta ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2

Kabuleta ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Senkagale w’ekibiina ki National Economic Empowerment Dialogue Joseph Kabuleeta, ayimbuddwa kakalu Kkooti yé Nakawa enkya ya leero. Ono asoose kusasula akakalu ka kkooti ka bukadde 2 obw’ensimbi ez’obuliwo n‘abamweyimirdde nebateeka emikono ku mpapula za bukadde 20 ezitali za buliwo. Omulamuzi ali mu […]

Kkooti eyisiza ekibaluwa kibakuntumye eri Dr. Kiiza Besigye

Kkooti eyisiza ekibaluwa kibakuntumye eri Dr. Kiiza Besigye

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Kkooti ey’okuluguudo Buganda eyisizza ekibaluwa kibakuntumye eri munna FDC Dr Kiiza Besigye alabikeko  nga 18th/ January/2022 oluvanyuma lw’okulemererwa okulabikako leero ku misango egyekuusa ku kukuma mu bantu omuliro nga kigambibwa nti abadde teyewulira bulungi. Omulamuzi Asuman Muhumuza yayisizza ekilagiro kino, oluvanyuma lw’okusaba […]

Omubaka Zaake talabiseeko mu kakiiko akakwasisa empisa

Omubaka Zaake talabiseeko mu kakiiko akakwasisa empisa

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Omubaka wa Munisipaali y’e Mityana Francis Zaake talabiseeko eri akakiiko ka palamenti akakwasisa empisa akaweebwa omulimo gw’okumunonyerezaako ku bigambibwa nti yasiwuuka empisa mussetteserezo gyebuvudeko. Zaake avunaanibwa okumenya amateeka ga palamenti bweyalemererwa okugoberera amateeka agafuga emitendera gya palamenti bweyaleeta ensonga za bawagizi ba […]

UPDF esse abayekera 11, 8 bakwatibwa némmundu 10 zinunuddwa

UPDF esse abayekera 11, 8 bakwatibwa némmundu 10 zinunuddwa

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Omwogezi w’eggye lyéggwanga erya UPDF Brig Gen Felix Kulayigye, ategezeeza nti abayeekera ba ADF 8 bakwatiddwa nga balamu mu lutalo olugenda mu maaso wakati w’abajaasi ba UPDF n’abayeekera ba ADF mu disitulikiti y’e Ntoroko. Ekibinja ky’abalwanyi ba ADF nga 20 ku 30 […]

Abalimi ba Vanilla balabuddwa ku mutindo

Abalimi ba Vanilla balabuddwa ku mutindo

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Minisita Omubeezi avunanyizibwa ku by’obulimi Fred Bwino Kyakulaga, alabudde nga gavumenti bwegenda okuteekawo ebibonerezo ebikakali eri abantu abefunyiridde okunyaga Vanilla wa bannabwe okuva ku misiri. Ebibonerezo bino byakugenda n’eeri bannyini Vanilla abamukungula nga tanatuuka ekiviirako okwonooneka kw’omutindo. Minisita abadde ayogerako eri aba’amawulire […]

Gavt ekendeezeza ku bisaale eri abagala okuyungibwa ku Masanyalaze

Gavt ekendeezeza ku bisaale eri abagala okuyungibwa ku Masanyalaze

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Gavumenti etongoza enteekateeka empya mwegenda okuyita okubunyisiza amasanyalaze okwetolola eggwanga ku beeyi eya wansi mu nkola eyakibanja mpola. Enteekateeka eno etongozeddwa minista w’ebya masanyalaze Ruth Nankabirwa nga asinzira ku offiisi ye amakya ga leero. Ategeezeza nti aba Uganda Development Bank beebataddemu ssente […]

Abalwanirizi béddembe basabye Gavt okuyimbula abasibe abakwatibwa kunsonga zébyóbufuzi

Abalwanirizi béddembe basabye Gavt okuyimbula abasibe abakwatibwa kunsonga zébyóbufuzi

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abalwanirizi b’eddembe baagala gavumenti enyweze amateeka agali mu ssemateeka bwekituuka ku ddembe ly’abateeberezebwa okuba abazzi bémisango. Omulanga guno gujjidde mu kiseera nga Bannayuganda abalina abantu babwe abakwatiddwa ne basibibwa okumala ebbanga nga tebawozesebwa mu kkooti balajaana. Ne mukiseera kino pulezidenti wa NEED […]

Museveni alagidde loodi bulooka okudda kunguudo

Museveni alagidde loodi bulooka okudda kunguudo

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Omukulembeze w’eggwanga YK Museveni alagidde emisanvu ku makubo egyaali jijiddwako jizzibweko oluvanyuma lw’obumenyi obw’amateeka okuddamu okweyongera okwetoloola eggwanga ku makubo. Okusinziira ku mwogezi wa Poliisi mu gwanga Fred Ennaga, kino era kyesigamiziddwa ku bikorwa eby’obumenyi obw’amateeka omuli n’obunyanzi obubadde buzzeemu ku makubo. […]

Abalwanirira eddembe lyábakyala basabye palamenti kutteeka

Abalwanirira eddembe lyábakyala basabye palamenti kutteeka

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2022

No comments

Bya Juleit Nalwooga, Bannakyewa abalwanilira eddembe lyabakyala wansi w’ekitongongole ki Uganda Women Network (UWONET) basabye Parliament okwanguwako okukubaganya ebilowoozo ku baggo elikwata ku kikula kya bantu gyebuvuddeko elyakomesebwawo eri Parliament. Rita Aciro nga y’akulira UWONET, agamba nti ebikorwa ebitulugunya abakyaala naddala mu by’omukwano bikosa abakyala […]

Abamerica 2 basindikibwa mu Kkomera e Luzira lwa kutulugunya mwana

Abamerica 2 basindikibwa mu Kkomera e Luzira lwa kutulugunya mwana

Ivan Ssenabulya

December 10th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Bannansi ba America babiri basindikiddwa mu kkomera e Luzira nga kigambibwa nti baatulugunya omwana gwe bakkiriza okuzaala mu mateeka Omusajja Mathias Spencer avunaanibwa wamu ne mukyala we Nicholas Spencer bombi batuuze ba Naguru Nakawa Division mu district ye Kampala. Bano balabiseeko mu […]