Amawulire

Akulira abasawo Dr. Oledo agaanye okuva mu kifo kye anonyerezebweko

Akulira abasawo Dr. Oledo agaanye okuva mu kifo kye anonyerezebweko

Ivan Ssenabulya

December 7th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Pulezidenti w’ekibiina ekigatta abasawo mu ggwanga ki Uganda Medical Association Dr Samuel Oledo agaanye eky’okuddako ebbali nga bweyasabiddwa enkiiko ez’okuntikko ez’ekibiina kino okuli olukulembeze olwa National Executive Committee wamu n’olw’abakadde ab’ebuuzibwako olwa National Governing Council. Enkiiko zino zombi zaatudde akawungeezi k’olunaku lwa […]

Omulamuzi wa Kkooti ensukulumu Opio Aweri afudde

Omulamuzi wa Kkooti ensukulumu Opio Aweri afudde

Ivan Ssenabulya

December 7th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah ne Prossy Kisakye, Abadde omulamuzi wa Kkooti ensukkulumu Omulamuzi Riby Opio Aweri afudde. Ekiwandiiko ekivudde mu siga eddamuzi ekikakasizza amawulire gano ag’ennaku. Ssabalamuzi Alphose Owiny Dollo ategeezezang’omulamuzi Ruby bwafudde enkya ya leero mu dwaliro ekkulu e Mulago wabula nga tayasanguze kuvuddeko kufa […]

Minisita afulumiza ebiragiro ebirala eri aba Takisi ne Bbaasi

Minisita afulumiza ebiragiro ebirala eri aba Takisi ne Bbaasi

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Minisita omubeezi owa Kampala Kabuye Kyofatogabye afulumizza ebiragiro ebipya ebitunuulidde okulongoosa entambula y’olukale mu kibuga Kampala. Mu biragiro ebigya, alagidde ofiisi zonna ne mmeeza ezateekebwawo ezikola kukyoku-bukingira abasabaze, ebweru wa paaka ya bbaasi ne takisi zigibwewo. Minisita era alagidde bbaasi ne takisi […]

Mao alabudde bannakyewa

Mao alabudde bannakyewa

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’obwenkanya ne ssemateeka awadde bannakyewa amagezi okwewala olulimi ebyobufuzi n’okulekera awo okuyisa gavumenti ng’omulabe waabwe. Norbert Mao bino abyogedde enkya ya leero mu kutongoza alipoota ya Access to Justice Annual Report 2021/22 e Munyonyo. Bwabadde ayanukula ku mulanga […]

Abagenda okusomera kunsimbi za gav’t ennewole olukalala lufulumye

Abagenda okusomera kunsimbi za gav’t ennewole olukalala lufulumye

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Olukiiko oluvunaanyizibwa ku nsimbi z’abayizi mu matendekero aga waggulu olwaleero kimalirizza okufulumya olukalala olusembayo olw’abo abalina okuganyulwa mu nteekateeka y’okuwola abayizi essente, emanyiddwa nga student loan scheme. Okusinziira kwákulira olukiiko luno, Michel Wanyama, abayizi 625 kwabo abasaba 3,089 bebayiseemu era bakufuna ensimbi […]

Aba DP bawakanyiza ebigambo bya Museveni kubalumba abasirikale

Aba DP bawakanyiza ebigambo bya Museveni kubalumba abasirikale

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kye byóbufuzi ekya Democratic Party kiwakanyizza ebyayogerwa omukulembeze w’eggwanga nti abóludda oluvuganya bebamu kubali emabega w’obulumbaganyi obukolebbwa ku bifo byéby’okwerinda. Kino kiddiridde pulezidenti Museveni okutegeeza gye buvuddeko nti obulumbaganyi ku bifo bya poliisi bukolebwa ab’oludda oluvuganya era nagamba nti omu ku […]

Obuwumbi bwénsimbi 100 zinunuddwa okuva mu balyake

Obuwumbi bwénsimbi 100 zinunuddwa okuva mu balyake

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Gavumenti ng’eyita mu bitongole byayo ebirwanyisa obuli bw’enguzi egamba nti esobodde okununula ensimbi z’omuwi w’omusolo ezisoba mu buwumbi 100 mu mwaka gumu. Minisita omubeezi avunanyizibwa ku mpisa n’obuntumbulamu Rose Lilly Akello, agamba nti kano kabonero akongera okulaga nti gavumenti mmalirivu okulwanyisa ebikolwa […]

Abakakiiko kéddembe lyóbuntu bakunonyereza ku bantu abazze bawambibwa

Abakakiiko kéddembe lyóbuntu bakunonyereza ku bantu abazze bawambibwa

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2022

No comments

Bya Ndaye Moses, Akakiiko akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu mu Uganda aka UHC kagamba nti katandise omuyiggo mu ggwanga lyonna okusobola okufuna abawagizi b’ekibiina kya National Unity platform abagambibwa okuba nti bali mu mikono gy’ebitongole by’ebyokwerinda. Gye buvuddeko ekibiina kya National Unity Platform kyawandiikira akakiiko kano […]

Ababaka abayisiraamu bavudeyo kubakulembeze ba basiramu abakwatibwa

Ababaka abayisiraamu bavudeyo kubakulembeze ba basiramu abakwatibwa

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina omwegatira ababaka ba palamenti abasiraamu, kitiisizza okukunga Abasiraamu okwetoloola eggwanga okwekalakaasa nga bawakanya eky’okukwatibwa kw’abakulembeze b’Abasiraamu okugenda mu maaso mungeri emenya amateeka. Kino kiddiridde Sheikh Yahaya Mwanjje okukwatibwa mu ssabiiti ewedde era naggalirwa. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire ku palamenti, ssentebe w’ekibiina […]

Mondo Kyateka ayagala abazadde okuzuukiza “Ekyooto” mu maka

Mondo Kyateka ayagala abazadde okuzuukiza “Ekyooto” mu maka

Ivan Ssenabulya

December 2nd, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Minisitule ey’ekikula ky’abantu, abakozi n’okutumbula embeera z’abantu esoomoozezza ebitongole by’ebyobuwangwa okwetoloola eggwanga okuzuukiza Ekyooto ne kigendererwa ekyókutambuza eby’obuwangwa. Bino byogeddwa kaminsona avunaanyizibwa ku nsonga z’abavubuka n’abaana mu minisitule y’ekikula ky’abantu Mondo Kyateeka ku mukolo gw’okugaba ebirabo eri abavubuka abakoze obulungi mu kutumbula […]