Ebyemizannyo

KCCA etutte ekikopo

Ali Mivule

May 6th, 2014

No comments

Kampala capital city authority ewangudde empaka z’ekikopo kya FUFA super league Kiddiridde tiimu eno okukuba Villa goolo 3 ku emu Goolo za KCCA zitebeddwa Steven Bengo, Ronnie Kisekka ne William Wadri. Ate yyo Villa goolo yaayo emu etebeddwa Ivan Kiwewa. Mu mirala egizanyiddwa Victoria University […]

FUFA liigi ezzeemu

Ali Mivule

May 6th, 2014

No comments

Oluvanyuma lwaemyaka emyaka ebiri nga waliwo okugugulana mu league yegwanga,yyo League ya Fufa Super League egenda kugalwawo mubutongole olunaku lwa’leero mubisaawe ebyenjawulo 5. Mu league eno,Kcc fc elwanira kikopo kino nga bano bagenda kukyaaza Sports Club Villa e’Lugogo ate gwebavuganya naye aba Victoria University basambe […]

Tyson Gay awummuziddwa

Ali Mivule

May 3rd, 2014

No comments

Omuddusi w’embiro, Tayson Gay awumuziddwa okumala omwaka mulamba nga tadduka oluvanyuma lw’okukakasa nti ono abadde aliko ebiragala by’akozesa Gay ow’emyaka 31 era akomezaawo n’omudaali gwa siliva gweyawangula emyaka 2 emabega Emisinde gyonna gy’azze awangula okuva mu mwaka gwa 2012 nagyo gisaziddwaamu kubanga yali ali ku […]

Ab’ebikonde bagaala ssente

Ali Mivule

May 1st, 2014

No comments

Ekibiina ekitwala omuzannyo gw’ebikonde mu ggwanga kinoonya nsimbi nga kyetegekerea empaka za babinyweera omwezi ogujja Omwogezi w’ekibiina kino Fred Kavuma agamba nti beetaaga ensimbi enkalu, emmere, amazzi n’ebikozesebwa mu kutendeka Ono agamba nti balindiridde obuyambi bwonna okuva mu gavumenti nebannakyewa okusobola okuyamba tiimu y’eggwanga eya […]

Micho alonze tiimu

Ali Mivule

April 30th, 2014

No comments

Omutendesi wa team yegwanga eya Cranes Micho ayise abazanyi 35 abagenda okuyingira enkambi nga 7th omwezi ogujja e’Namboole bwabadde mulukiiko lwabamawulire enkya ya leero e Mengo. Abamu kubayitidwa kuliko Dennis Onyango,Robert Odongkara,Henry Kalungi,Ochaya Joseph,Tonny Mawejje,Hassan Waswa,Martin Mutumba,Geofrey Masa,Ivan Bukenya,captain Andy Mwesigwa nabalala. Uganda egenda kusamba […]

Kiprotic awummuddemu

Ali Mivule

April 29th, 2014

No comments

  Omuddusi w’embiro empanvu Steven Kiprotich ebyokwetaba mu mbiro za marathon omwaka guno abyenenyezza. Kiprotich kino akikoze okwetegekera empaka za common wealth ku nkomerero y’omwaka guno nga era bweyetegekera eza Olympics mu Brazil mu 2016. Kiprotich finished 12th in the recently concluded London Marathon.

Micho mugumu- Cranes emalako

Ali Mivule

April 28th, 2014

No comments

  Omutendesi wa team yegwanga eya Cranes Milutin ‘Micho’ Sedrojevich wakulangirira abazanyi Uganda begenda okukozessa mumpaka ezokusunsulamu abanetaba mukikopo kya Africa omwaka ogujja mugwanga lya Morroco. Uganda yakuggulawo campaign negwanga lya Madagascar omwezi ogujja wakati wenaku zomwezi 16th ne 18th ,oluvanyuma badingane  mu weeks biri […]

Empaka za pool zitongozeddwa

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Empaka z’omuzannyo gwa pool table eza National Open zitongozeddwa olunaku lwa leero mu kampala. Empaka z’omwaka guno zakwetabwaamu abazanyi omutwalo gumu n’ekitundu okuva mu bitundu byegwanga amakumi anna nga zakutandika enaku ‘zomwezi 9th omwezi ogujja okutuuka nga 30th omwezi gw’omunaana. Company ya Nile breweries etaddemu […]

Airtel essizzaamu ensimbi

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

KKampuni ya Airtel etongozezza empaka zabamusaayi muto eza Airtel Rising stars olunaku lwa leero wano mu kampala. Empaka zino zigenderedwamu kutumbula bitone byabamusaayi muto okuva ku myaka 12 okutuuka ku 18 mubalenzi nabawala mubitundu byegwanga ebyenjawulo. Empaka zino zitandika nga 9th omwezi ogujja okutuuka nga 25th June […]

Moyes agobeddwa

Ali Mivule

April 22nd, 2014

No comments

David Moyes agobeddwa ku butendesi bwa Kiraabu ya Manchester United. Ono abadde yakamala emyezi kkumi gyokka ku butendesi buno oluvanyuma lw’okudda mu bigere ebya Sir Alex Ferguson enzaalwa eye Scotland. Feruguson yalonda munnansi munne okumuddira mu bigere oluvanyuma lw’okuwummula obutendesi omwaka oguwedde  bweyali amazeeko emyaka […]