Ebyobulamu
Endwadde y’omutima mu banene
Abaana abazaalwa abazadde abayitiridde obunene bali mu bulabe bw’okufuna obulwadde bw’omutima Abanonyereza mu ggwanga ya Scotland bagamba nti abaana ebtundu 35 ku kikumi beebafa endwadde y’obutima ng’abasinga bamala kukula era nga kizibu okutegeera gyebaggya obulwadde buno. Bulijjo wabaddewo ebigambibwa nti obulwadde bw’omutima busobola okuva ku […]
Batono abagemebwa
Abakugu mu nsonga z’abaana bakutandika okubangula abantu ku kalungi akali mu kugema abaana Kino kigendereddwaamu kukendeeza muwendo gw’abaana abatagemebwa Mu ggwanga lyonna, abaana emitwalao 50 ssibagemese era nga bali mu bulabe bw’okufuna endwadde ezenjawulo Akulira ekibiina ekigatta abasawo b’abaana, Dr Jane Achan ategeezezza nga kawefube […]
Omuwendo gw’abaana abafa nga bato
Ministry y’ebyobulamu etandise ku ddimu lw’okulwanyisa embeera ezivaako abaana okufa nga tebannaweza myaka 5 Mu kadde kano buli baana 1000 abazaalibwa 90 ku bbo bafa nga tebannaweza myaka etaano. Akulira ebyobulamu abya wamu mu ministry y’ebyobulamu Dr Jane Acheng agamba nti bagaala wakiri omuwendo guno […]
Amakerenda tegatuuka ku mutindo
Obadde okimanyi nti abakola amakarenda agatali gamu mu china bagulirira amadagala gaabwe okutuuka ku katale KKampuni zino ezikola amakerenda zisasula abanene mu gavumenti ya China ebintu byaabwe nebiyitawo nga teri abikubye ku mukono. Wabula yadde amawulire gano gafulumye, teriiyo kkampuni eyatuddwa kukola kino nga […]
Okwerabira kirabika
Abakugu bakizudde nti okulaga omuntu ekifananyi ky’omuntu gw’aludde okulaba kisobola okuyamba okutegeera oba omuntu alina obulwadde bw’okwerabira . Abazudde kino beebannasayansi mu ggwanga lya America abagamba nti kino kiyinza okuyamba okukendeeza ku muwendo gw’abantu abafuna obuzibu ku bwongo omuli okwerabira n’obutategeera mangu bintu. Yadde […]
Okukuba abakyala eddagala elireeta ebisa kireeta endwadde
Abakyala abakubwa eddagala ly’ebisa bali mu bulabe owb’okuzaala abaana abakosebwa ku bwongo mu bukulu Kino kisinga kubaawo ssinga omwana azaaliddwa aba mulenzi. Abaana abali mu mitwaalo 60 beebekenenyezeddwa okuzuula bino Bannasayansi wabula bagamba nti bakugenda mu maaso nga banonyereza okuzuula lwaki kino tekitera kukosa bawala. […]
Obutimba bw’ensiri ku bwereere
Ministry y‘ebyobulamu etandise okugaba obutimba bwensiri eri abakyala abali embuto. Mu kadde kano bali mu buvanjuba nga bali Budiope mu district ye Kamuli Omubaka omukyala owa district eno, Veronica Babirye Kadogo agambye nti abakyala bonna abali embuto bakufuna ku butimba buno okulaba nti tebafuna musujja […]
Poliiyo- Uganda eri mu lusuubo
Uganda eri mu bulabe bw’okuddamu okulumbibwa ekirwadde kya polio Ab’ekibiina ky’ensi tonna bagamba nti abantu abasoba mu bukadde 2 beebali mu bulabe bw’okufuna ekirwadde kino mu Uganda Mu kadde kano abaana abalina poliiyo mu Somalia bali 100 mu Kenya baliyo 10 era nga ne Uganda […]
Omusawo eyagaba omwana wa munne akaligiddwa
Omusawo akola ku byokuzaalisa awumuziddwa emyaka 2 nga ono alangibwa lwakweyisa mu ngeri etasaana. Dr Asinja Kapur y’awumuzidwa nga avunaanibwa gwakukyusa biwandiiko by’omwana omulenzi eyali yakazaalibwa ,olwo bananyini mwana n’abawamu omulambo gw’omwana omuwala. Akakiiko akagatta abasawo kakasiza nga Dr. Asinja bweyakyusakyusa ebiwandiko ,nga bino byebyali […]
Omugejjo mu baana abawere
Abantu bangi bagaala nnyo okuzaala abaana abagimu naye nga ssinga kisukka, ate gayinza okufuuka amaziga Mu ggwanga lya spain ,Baby eyazaaliddwa nga wa kilo 6 buli omu kw’asizza amaaso oluvanyuma lwa nyina okumuzaala nga talongoseddwa. Omukyala omungereza ew’emyaka 40 yeeyazadde omwana ono era nga bebi […]