Olwali
Omwenzi bamukutte
Omusajja abadde yeebase ne mukyala we mu kitanda kimuweddeko, musajja munne bw’ayingiddewo okukola emirimu gye Omusajja ono asoose kulaba kisiikirize era mu mpola n’akubira poliisi essimu okugitegeeza nti omubbi abalumbye Wabula poliisi bw’ekutte omusajja ono agitegeezezza nga bw’atali mubbi wabula abadde azze kulaba ku muganzi […]
Kenzo yetondedde Kasuku
Kyaddaaki Munnamawulire waffe wano ku Dembe FM Kasuku Kuku wazabanga atabaganye n’omuyimba Eddy Kenzo eyakuyimbira akayimba ka sitya loosi. Ababiri bano babadde ku mbiranye oluvanyuma lwa Kenzo okulumba Kasuku mu lukungaana lwa bannamawulire mu baala lya Loftaz nga amulumiziza okumwogerako ebyakalebule. Kasuku yaddukira mu mbuga […]
Omusiguze aluguddemu
Omusajja abadde yeebase ne mukyala we mu kitanda kimuweddeko, musajja mune bw’ayingiddewo okukola emirimu gye Omusajja ono asoose kulaba kisiikirize era mu mpola n’akubira poliisi essimu okugitegeeza nti omubbi abalumbye Wabula poliisi bw’ekutte omusajja ono agitegeezezza nga bw’atali mubbi wabula abadde azze kulaba ku muganzi […]
Abayindi bapepese emitwe
Abayindi abasoba mu 200 babawalakase emitwe nga bakungubagira enkima efudde Enkima eno yagudde mu kinnya n’efa bweyabadde egobwa embwa Abayindi abahindu nno balina endowooza nti enkima evaako ebisiraani ebitagambika ssinga eva nebatagikolera mikolo okuli n’okusalako enviiri
Omwenge gubizadde eddubu
Abantu abagaala omwenge gyebali nga gubasingira emmere Mu kibuga Valencia ekya Spain, omusajja elumbiddwa enyonta y’akenge, asazeewo okusiba eddubu lye ku kitaala ky’okukkuba olwo neyesogga bbaala Eddubu lino ly’abadde atambula nalyo lirabiddwaako nga likooye era ekivuddemu neyebaka Nga wayise akabanga, zireese waddanga ono atandikiddewo okwekalakaasa […]
Afuuse dole ku bukadde 135
Omukyala akola obwa modo akozesezza pawunda emitwalo esatu okukyuusa endabikaye okufanaana nga dole yenyini enkulu Victoria Wild, akyusiddwa omubiri gwe wgonna ng’apise amabeere, obukowekoowe, n’emimwa n’alabikira ddala nga dole Ono tebakomye awo bamutaddeko n’akabina Omulimu gwonna gumazeewo obukadde 135
Abagaala okuva ku buseegu-wuuno
Abantu bangi abanyumirwa okulaba obuseegu nga bwebatakikola bajula okufa Kati mu Kibuga Newyork waliwo omukyala atandise kkampuni eyamba abantu b’ekika kino okuva ku buseegu. Ekyewunyisa nti omukyala ono Sarah white akweyambulira n’omutunuulira nga bweyakola obusolosolo Omukyala ono nga mubalagavu muzibu era ayamba n’abalina ebizibu mu […]
Eyekubizza ebifananyi n’omulambo talina mulimu
Kati buli Muntu alina okuwa omulimu gwe ekitiibwa anti gwegumuyimirizaawo. Mu ggwanga lya Spain omusimuzi w’abafu ayimiriziddwa ku mulimu lwakutyobola ddembe ly’abafu oluvanyuma lw’okusimulayo omulambo neyekubya nagwo ekifaananyi ebifaananyi. Omusajja ono ategerekeseko erya Clemente,olwamaze okusimulayo omugenzi ebifaananyi nebiruma . Yabadde aweereddewa omulimu gw’okugaziya ku ntaana […]
Abadde yeekola obusolo afudde
Omusawo abadde agezesa enkola y’okwetuusa ku ntikko mu mukwano afiiridde mu kikolwa Zheng Gang alumbiddwa ekirwadde ky’omutima era ng’asangiddwa wansi ng’afudde ku ttendekero lya Wuhan University mu China Ono abadde yeggalidde mu kayumba balabye tavaayo kwekukamenya era mulambo gwebaguddeko
Omusajja ali lubuto
Ebyewunyisa tebiggwa mu nsi Mu ggwanga lya America omusajja eyasanyuka ennyo nga mukyala we afunye olubuto bitandise okumuggwaako Harry Asby etandise okufuna obubonero bwonna omukyala bw’afuna ng’ali lubuto okuli n’okusesema Omusajja ono ayoyeza ddala ng’ali olubuto nga kati atandise n’okumera amabeere Omusajja ono yye agamba […]