Olwali
Ono tawena alidde ku nyama ye n’atenda obuwoomi
Mu nsi eno waliwo abantu nga bbo bazibu okutegeera Omusajja enzaalwa ye Norway yesazeeko ekkudde erimu n’alifumba n’alirya . Omusajja ono agambye nti enyama ye obuwoomi bwaayo bubadde nga bwa ndiga Alexander ow’emyaka , 25, ekkudde lye eliriiridde ku lumonde n’olugiraasi lwa wayini. Omusajja ono […]
Bagenze “out” nga tebambadde bulawuzi
Abakyala basatu abeekubisizza bifananyi nga tebambadde bulawuzi bafuuse ekyelolerwa Abawala bano okuli ow’emyaka 20,21 ne 20 basazeewo okugenda okwesanyusaamu nga tebambadde bulawuzi. Obwedda buli gyebayita ng’abantu bakyuuka era ng’ababakubye ebifananyi nebabissa ku mutimbagano, bagamba nti bitunda nga keeki eyokya
Kkapa esaze weight
Mu ggwanga lya Russia kkapa ebadade ayitiridde obuzito kyaddaaki asaze ku masavu oluvanyuma lw’okufuna akagaali k’ebadde esotta bulilunaku Abantu bangi beebabuuza engeri kkapa eno gy’ebadde esambamu akagaali naye kino ebadde ekikola eri ne mu makama waayo Oluvanyuma lw’ebbanga lya myaka mukaaga, kkapa eno epimiddwa ng’esaza […]
Omuzadde ayiiya
Abakyala bagaala nnyo okulaba abaana baabwe nga bazannya nga kweekwava enjogera egamba nti omwana azannya lyessanyu ly’omuzadde. Wabula yye omukyala ono asusse bw’ayiyiiza amadaala g’ekizimbe kye negafuuka gogolo. Kuno abaana kwebasiiba nga beewuubira era nga tebakyakaaba kuwalampa madaala.
Emotoka emulumbye mu kidiba kya mazzi
Mu ggwanga lya Russia,Omukyala abadde awuga, essanyu limuweddeko emmotoka bw’ematuse waggulu n’egwa mu kidiba ekizungu mw’abadde. Ekidiba kye kiri mabega w’ekizimbe gaggadde nga kino emanju wasimba emmotoka. Abadde avuga emmotoka eno emulemye okusiba okukkakkana ng’eyiseewo okutuuka mu puulu. Omukyala ono azirikiddewo kyokka ng’abadde agivuga y’adduse […]
Bano gubatikkidde mu yafeesi
Mu ggwanga lya Italy, omulamuzi abadde awulira omusango aguyimirizza bw’alengedde abagalana babiri nga bali mu kigwo gwa mukwano okuliraana kkooti gy’abadde akubiriza. Omulamuzi ono Anna Ivaldi asabye munnamateeka w’oludda oluwaabi abadde ayogera okusooka okuyimiriza kubanga abadde awulira amaloboozi agatategereka. Omulamuzi ono atambuzizza amaaso era agasudde […]
Abalongo bano bagabana buli kimu
Kakati bbyo ebyewunyisa tebiggwa mu nsi. Mu ggwanga lya America, mu kibuga Los Angeles ,waliwo abalongo abagabana buli kimu. Bano bagabana bingi omuli omukutu gwa facebook, essimu, engoye na buli kimu Ekisinga okwewunyisa nti n’omusajja balina omu ate nga tebamulwanira
Akawoowo kakaano
Waliwo akawoowo akakoleddwa ng’omuntu akeefuuyiira aba awunya ng’abasajja abalwaanyi namige abakulukuse enviiri. Akawoowo kano akamanyiddwa nga Norse Power katongozeddwa mu kibuga Newyork Akawoowo kano akawunyako kamuwa ekifananyi ky’abasajja bedda abalwanyisanga amafumu ng’enviiri zibakulukuta nga bonna basakaatidde amalevu.
Omukwano gubatisse
Abagaalana bano abasangibwa mu Spain, omukwano gubatisse era tebalinze ekigwo bakikwatidde mu kizimbe kya Banka. Ababiri bano babadde mu kasenge k’obuuma obuwandula ensimbi (ATM) era tebalinze kufuluma nezidda okunywa. Bano balengeddwa abantu ababadde ebweru nga balaba tebavaayo. Poliisi eyitiddwa n’ebatwala alwakufuuna byeneena ate nga yyo […]
Abadde atunda embuzi yeefudde
Omuyizi asoma obusawo abadde atunda embuzi ye asazizzaamu kawefube ono. Hanna Kern, ow’emyaka 28, nga muyizi mu university ye Washington ea nga mbeerera yasooka kweyita Elizabeth Raine mu kubuzabuuza kyokka ng’ayatudde amannya ge amatuufu Omuwala ono embuzi ye abadde agitunda emitwalo gya doola 40 kyokka […]