Olwali

Ono ekitone akirina mu mbwa

Ali Mivule

June 19th, 2014

No comments

Abantu abalina ebitone tebaggwa mu nsi eno Mu ggwanga lya Bungereza, omusajja eyasalwa ku mulimu n’asalawo okuyiga obukodyo bw’okugunjula embwa ebintu bitandise okumufunira Alfonso asobola okukkakkanya buli kika kya mbwa omu n’endalu. Abamutuukirira nga bagaala agunjule embwa zaabwe ebeyongeredde ddala era nga bangi bamwongera namu […]

Omusana agwoota ali bute

Ali Mivule

June 18th, 2014

No comments

Mu kibuga Vienna, omukyala eyeebakirizza ku ddirisa okwoota omusana ng’ali bukunya aleese omugotteko gw’ebidduka. Omukyala ono amagulu ge gasigadde galebeera  nga n’akabina konna kali bweeru Omukyala ono yazimba ku kkubo era ng’obwedda abagoba b’emmotoka abayitawo basiba nebeelorera era gyebigweeredde ng’emmotoka zikutte. Ezimu ku mmotoka zikonaganye […]

Amadaala gakuludde omukadde

Ali Mivule

June 17th, 2014

No comments

Ebintu bye kizungu oyinza okulowooza nti bitawaanya ffe wano naye nedda. Waliwo otuseeko ku madaala agatambula nga tomanyi ngeri gy’ogabuukira gakutambuze. Kati yye ono omukyala  omukadde alabye ntabisobola, amadaala gano ate kweyekutte. Omukyala ono abadde atambula akutaamiriza yegolodde amadaala gano bwegamuvuze nga bw’awogganira waggulu ng’asaba […]

Akaboozi akatundira buli wamu

Ali Mivule

June 16th, 2014

No comments

Waliwo omukyala akwatiddwa okuva mu ssaza lye Hampshire ng’akaboozi akatembeyeza mu tterekero ly’ebitabo Ono abadde akaboozi abadde akagaba mu bukodyo ng’atambuza obupappula obubuuza ba kasitoma oba bandyagadde ku byamaguzi Wabula akappapula akatambuziddwa okutuuka ku mukyala keekabizadde ng’ono ayise poliisi mbagirawo Ekyewunyisa nti omukyala ono n’aba […]

Azadde Kanya

Ali Mivule

June 13th, 2014

No comments

Mu ggwanga lya Indonesia okunonyereza kutandise ku mukyala agamba nti yazadde akanya  Ekibinja ky’abakugu kisindikiddwa ku kyaalo awaliwo omukyala ono .  Debi Nabutonis wa Myaka 31 ng’agamba nti bulijjo ali lubuto era akadde mulindwa katuuse kyokka okugenda okulaba nga kanya keekavuddeyo  Omusawo eyazaalisizza omukyala ono […]

Ekiteteeyi ky’embaga akitunda lwa bwenzi

Ali Mivule

June 11th, 2014

No comments

Omusajja asanze mukyala we mu bwenzi asazeewo kutunda kiteteeyi kya mbaga yaabwe azzeewo zeyamala ku mbaga. Omusajja ono agambye nti ekiteteeyi kino agambye nti kirabika kyekyajja n’emize gy’obwenzi era ng’akitaddeko ebigambo ebigamba nti “ atayagala kubeera mwesigwa ng’okyanyumirwa obwenzi ekiteteeyi kikiino

Obugaali babuvuze bali bukunya

Ali Mivule

June 9th, 2014

No comments

Enkumi n’enkumi z’abavuzi b’obugaali beebetabye mu mpaka z’obukunya okutumbula okuvuga eggali Abantu bano bonna obugaali babutuddeko nga tebambadde yadde akagoye nga mu bitono oyinza okugamba nti babadde buswa. Empaka zino zibadde mu kubuga Manchester ne mu Brigthin n’ebibuga ebitali bimu okwetoolola amawanga agatali gamu. Mu […]

Akagaali k’abalema kaakano

Ali Mivule

June 9th, 2014

No comments

Omusajja amaze omwaka mulamba ng’atambulira mu kagaali ayiyiizza akagaali abalema kebasobola okukozesa okuwalamba ensozi Calvin Williams kino yakiyiyiizza mu budde bw’amala mu kagaali  era ng’akagaali ke kawagiddwa abantu okwetoloola ensi yonna Williams teyazaalibwa nga mulema wabula yava waggulu n’agwa era okuva olwo ali mu kagaali.

Yiino eccupa ekunyweesa amazzi

Ali Mivule

June 6th, 2014

No comments

Mu ggwanga lya Bufaransa, abaayo bongedde okuyiiya engeri gyebayinza okuyambamu abantu okunywa amazzi. Bano bakozeeyo eccupa z’amazzi ezitegeeza omuntu nti ssaawa ya kunywa mazzi. Eccupa zino ziriko bendera emyuufu ng’eno yewuuba buli ssaawa z’okunywa amazzi zituuse Eccupa eno kino ekikola emirundi munaana olunaku. Kati gwe […]

Ono yejjusa kukendeeza masavu

Ali Mivule

June 5th, 2014

No comments

Omusajja enzaalwa ye Romania abadde afa okusala amasavu akyejjusa oluvanyuma lw’okusala nga kati ate alinga mukadde. Olubadde olubuto olunene kati chapatti . Obunene omusajja ono bw’abaddeko nga tasobola kusiba kaguwa ka ngatto kyokka kati olususu oluyiika lw’asigazza terumukkiriza era ku busiba Omusajja ono atandise okwejjusa […]