Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Olwali

Afuse w’atudde

Abantu bangi banyumirwa byebakola nga wakiri emmere ebayitako Kakati yye omusajja abadde ku kyuuma kya zzaala nga tayagala kuyimuka asazeewo kufuka w’atudde Ababadde mu kifo balabye bukulukuta era okugobereza amaaso ng’omusajja ono empale ye yenna etobye

Read More

Ayoya ssabbuuni

  Abakyala bayoya ebintu bingi nga bali mbuto nga n’ebimu byewunyisa Kati mu Bungereza, waliwo omukyala ali olubuto nga yye ayoya ssabbuuni Jess Gayford ow’emyaka 26 yatandikira ku kulya ssabuuni w’ebitole n’awoomerwa era okuva olwo tadda nga mabega .

Read More

Kkapa ebafuukidde ekyetere

Mu kibuga Stamford, waliwo abafumbo abaddukidde ku poliisi nebawaaba kkapa yaabwe lwakubalemesa kuyingira mu nyumba Okusinziira ku sitatimenti gyebakoledde ku poliis, kkapa eno eyimiridde mu mulyango nga buli lwebagezaako okuyingira ng’ezimba n’efuuwa Omusajja agambye nti mu kugezaako okugiyitako, emukwagudde ku kugulu n’emuluma nga y’ensonga lwaki addukidde ku poliisi.

Read More

Owagganye mu kaboozi asibiddwa

Facebook picture of Gemma Wale. A woman has been jailed for two weeks for having sex so loudly that it upset her neighbours. See NTI story NTISEX. Gemma Wale, from Small Heath, Birmingham, was said to have 'screamed and shouted at a level of noise' which offended another resident during a ten-minute sex session in…

Read More