Olwali
Omwenge ssi mutene
Ddala kafeero eyayimba nti eyayiiya omwenge asobola mutuufu kubanga gwo tegumanya oba oli musirikale oba nedda. Munamaggye mu ggwanga lya Russia akwatiddwa n’aggalirwa lwakutomeza motoka yamaggye nga atamidde. Musajja mukulu ono Ryazan’s Margelov waakuvunaanibwa mu kooti yamaggye oluvanyuma lw’okwekatankira ebbidde ate neyepanka kunkata mbu navuga. […]
Ddikuula ku digi
Bano ba officer ba police ya amerika mu kibuga califonia baka. Bakutte diikula abadde avuga pikipiki ku sipiidi eyayiriyiri ate nga tayambadde helmet. Diikula abadde ayambadde nga akamyu asoose kubiyita byalusaago neba officer nabawamu akapela ka Easter, wabula kimubuuseko ba offiisa olumaze okuseka nebamu […]
Ballotelli taggwaayo
Omuzanyi womupiira Mario Balotelli tagwayo. Buli kiseera aba ayagala kukola bintu byaawukana ku byaabalala. Kuluno oluvanyuma lwomupiira gwebaazanye ne kirabu ya Verona, Balotelli yasazeewo kwesuubira mu nyonyi nga nkima. Bazannyi banne webaatadde emigugu gyaabwe, evvubuka lino lyo weryaasazewo okweebaka, era lyaagenze nga mugugu wakati […]
omubbi agudde mu kitimba
Omubbi abadde ava okukwakkula akasawo k’omukazi mu dduuka munda mu ggwanga lya Australia akigudeko. Olumaze okubba , sempala ono amasuse wabula naagwa mundabiraamu ezimukubye ekigwo ye zaaabadde ayita omulyango. Dala Kabwa kabbi kagumya mugongo kubanga obulumi tabuwulidde bwasituseewo neyeeyongerayo aleme kukwaatibwa. Abaduukirize basoose kumuyoolayoola nga […]
Anobye lwa Mutaka mumpi
Abakyala abamu tebasaaga Ono asazeewo kukyaawa bba lwakuba na mutaka atawera Omukyaala ono amanyiddw anga Zhang wamyaka 52 ng’agamba nti omusajjja oo abadde tamuwa ssanyu Ono mu kootie taddeyo bujuliz bwa buwanvu bwa bba nga bwa centimeter 5. Omukyala ono era agambye nti yye ayagala […]
Ayokezza enju ye okugoba omusota
Embeera zabakyaala zisesa. Omukazi mu gwanga lya Amerika mu saza lya Texas akumye ku nyumba ye omuliro nga ayagal okwookya omusota ogubadde guyingidde munda. Nakyaala ono teyakaayanye namusota guno ogwaabadde gumuyingiridde, yasoobye mpola nafuna amafuta nagumansira, olwo najayo akabiriiti agwokye omukyomo naye tebyaagenze bulungi. Eyagenderedde […]
abanene bagobeddwa ku nyonyi
Bwooba omanyi nti osaaabalira kunyonyi wabula nga oli munene ekisukiridde wulira bino. Mu gwanga lya Norway ,Waliwo ekiteeso ekyokusasuza ba namudigu nebasemudigu ensimbi ezisinga ku zaabanaabwe aba sayizi eyekigero . Enteekateeka eno yaakusasuza omuntu ensimzi za ticket okusinziira ku buzito bwe nemigugu gyaatisse. […]
Omusomi w’amawulire kimuweddeko
Omusomi w’amawulire ku TV bimukalidde ku matama bw’asomye agakwata ku yye kenyini mu butanwa Ono abadde agenda mu maaso nokusoma nebamuleetera agatalinda era bw’atyo naye n’atandika okusoma kyokka agenze okulaba nga asoa bimukwtakako. Mu kwekanga asikatidde era wnao muganzi wenayingira studio n’akka wansi […]
Bazadde ba Gerard Pique bakyali mbooko
BARCELONA Mwana mulenzi Gerard Pique owa Barcelona ne Spian yeesimye okubeera n’abazadde abamufaako ate nga nabo bakyali mbooko. Pique mutabani wa Joan ne Montserrat Pique, era twafunye omukisa okubalabako bwe baabadde bazze ku ddwaliro lya Teknon Clinic okulaba ku mukamwana waabwe Shakira eyabadde yaakamala okubazaalira […]
Victoria Becks akwata ensawo ya bukadde bwa Uganda munaana
LONDON (omupiira) Kituufu omugagga si muntu, akutta n’akugula! Obutafaananako n’abakyala ba kuno abakwata ensawo eza layisi, ye Victoria Beckham yeekwatira nsawo ya bukadde munaana (£2000). Yabadde ku wooteeri ya Notting Hill esangibwa mu kibuga London bwe yabadde atutte mutabaniwe Cruz okumugulira eky’okulya. Victoria teyakomye ku […]