Olwali

Omuzadde atobye

Ali Mivule

April 22nd, 2013

No comments

Dala kizibu okusasula omuzadde.   Mu china taata asazewo okweyambula abayizi mu tendekero bamulabireko nga bakuba ekifaananayi kye olwo asasulwe.   Omusajja ono nga mulimi  Zhao Changyong, 47, abadde yeetega pawundi  £15,000 okujanjaba mutabani we abadde nekirwadde kyamagumba.   .Musajja watuu ono yasoose kutunda farm […]

Atuuyanidde mu lifuti

Ali Mivule

April 22nd, 2013

No comments

Omusajja amaze enaku 4 mu lift awatali mere wadde amazzi wabula natafa.   Thomas Fleetwood agamba asobodde okumalako lwakuba yafuna okutendekebwa kwekinamaje.   Omukulu ono abadde mu lift mu hotel emu eyakyankalanye olwo naremeramu okumala enaku nya.   Hotel eno abantu babadde tebakyagikozesa era nga […]

Omwana avudde waggulu n’agwa- Tamenyese

Ali Mivule

April 22nd, 2013

No comments

Katonda akyakola ebyamagero. Mu Germany, omwana owemyaaka 2 agudde okuva ku mwaaliriro ogwokuna ku kalian wabula natafuna kisago kyonna wadde okumenyeka.   Maria Kohler yaagudde wabula naavawo nga mpaawo kibaddewo.   Omusawo gyebamututte ategeezezza nga omuwala ono bwaali owomukisa enyo era ayongere kutendereza katonda kubanga […]

Ebizibiti bya biskwiiti

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

Abano aba poliisi tebasangika Devon and Cornwall bavude mumbeera nebawaaba omusango gwokubabira ebyokulya. Ekyewunyisa ebyokulya bibadde mu kizimbe mwebakolera nebategeeza nga bwebalina okubeer abalambulukufu nga baloopa buli musango gugudewo. Ababiri bano basoose kukola statement nga bawaaba nga bwebabiddwako ekyemisana kyaabwe era nga baagala okunoonyereza kutandike. […]

Aseredde

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

Mu Ukraine Namukadde 97,  abadde alongoosa amadirisa atalantuse  okuva mu dirisa erimu ku kaliana nasigala nga  alengejja oluvanyuma lwokwekwata okugezako okutaasa obulamu.   Angela Artyomova alaze nti akyaayagala obulamu bweyekutte neyenyweeza nga omuvubuka nga bwakuba omulanga bamuyambe. Abayise bebamuyambye nebakubira police enzinya mooto ezze okumutaasa. […]

Namukadde yeekalakasizza

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

Omukyala omukadde gwebalagidde okujja akagaali ke mu bimuli by’awaka yekalakaasizza ng’ayiwa ebintu bye byonna mu maaso g’enyumba Omukyala ono Debbie Ballard wa myaka 47 agambye nti tajja kukkiriza kumuboola nga y’ensonga lwaki asazeewo okubalagako Omukyal aono abadde agufudde muze okudda mu bimuli ebili ku kkubo […]

Omwenge gukoleddwa mu busa bw’enjovu

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

Kkampuni y’omwenge mu ggwanga lya japan ekoze omwenge mu busa bw’enjovu . Omwenge guno ekyewunyisa nti abantu bagugula ng’abawendule kumpi kugumala ku katale. Omwenge guno guyitibwa Kono Kuro ekitegeeza kazambi Abagunyweddeko bagamba nti yadde gukaawa, gulina engeri gyeguwoomereramu, olwo kagunywa n’afa obuwoomi.

Amabeere gazadde leenya

Ali Mivule

April 16th, 2013

No comments

Omusajja abadde avuga ammotoka n’agitomeza akimazeeko abasilikale bw’abategeezezza nga bweyawuguddwa n’ava ku motoka oluvanyuma lw’okulaba amabeere g’omukyala omulala mu mmotoka Omusajja ono agamba nti omukyala yabadde apise ebbeere nga yatendewaliddwa n’atandika okumira omugandaa era okukkakna ngatomezza emmotoka   Poliisi etuuse awabadde akabenje n’etasangawo mukyala ayogerwaako […]

Okulaga empale y’omunda musango

Ali Mivule

April 16th, 2013

No comments

Abavubuka abatambula nga basagazza empale nebalaga obuwale bw’omunda basaanye okuwulira bino Mu America u ssaza lya Lousiana omuvubuka yenna anasangibwa ng’alaze ekawale k’omunda wakusasula Essaza lino liyisizza etteeka lino olunaku lwaleero ng’analimenya wakusasula emitwaalo 15, singa omuntu addamue ensobi eno esasula emitwaalo 30 ate nga […]

Omusajja alangidde mukyala we obubbi

Ali Mivule

April 3rd, 2013

No comments

Ono omusajja asobola . Oluvanyuma lwamukyaala we gwebabadde baakawukana naye ebbanga ttono emabega okumweera enyumba yonna obutamulekera kantu konna, semaka ono atadde ekipande ekinene wabweeru w’enyumba ekirangira nakyala ono obubbi. Robin Baker nga muvuzi wabiloole mu kibuga  Leicestershire yakoze kino naalangira omukyaala ono nga bweyamumegga mu […]