Olwali
Enjovu enzibi
Kati abantu sibeebokka abagezi munsi, nebisolo ebigezi gyebiri munsi. Mu hungary waliyo enjovu enzibi. Enjovu eno eteega balamuzi era nga obubbi buno ebumazemu ebanga dene. enjovu eno eyakazibwako erya Gemunu egera abalambuzi bafulumye mumotoka zaabwe, olwo nga eyisamu olumwa lwaayo oluwanvu nga apakula […]
Abongezza omusaala
Nga bweruli lunaku lw’abakozi, era abakozi basaana okuddizibwa ko. Mu kibuga New York nanyini kampuni emu ayongezza abakozi be bonna omusaala. Wabula sibya bwerere, osooka kuteekawo mubiri nebakukubako tatu yakabonero ka kampuni ekiraga nti ddala ogyaagala nyo era ekuli mumusaayi. Abakozi abasoba mu 40 […]
Bakabasanya abaana
Abasajja 2 bakwatiddwa mu kibuga Manchester lwakukakana ku kalenzi akemyaaka 14 nebakaka omukwaano gwokukavuga olupanka. Alex Wilson-Fletcher, 42, and Abdelkader El Janabi, 55, baalumba akalenzi kano akaali kayingidde kabuyinzo neboolesa empisa ensiiwufu, oluvanyuma lwokukakakanako nebakagula buutu. Baabuwe bano beerabidde nti mu tooyi namwo mulimu […]
Obuseegu e Bungereza
Banange obuseegu bususse munsi. Mu saza lya Southampton mu gwanga lya bungereza abaana abali wansi wemyaaka 13 bawanisizza bazadde baabwe emitima lwakukeera kweesa mpiki zamukwaano nga tebaneetuka. Obulenzi obutanayiga nakwekuuta, bwekubisa nebifaananyi byobuseegu nebubiweereza obuwala nga bubusaba omukwaano. Ebikolwa bino bisinze kweyolekera mu somero […]
Buli omu n’omulimu gwe era nga bangi basaamu ebisoko okusikiriza abaguzi Nono masiikini yayiiyizzaayo akapya mu mu mulimu gwe ogwokusabiriza. Yafunye ebbakuli buli emu nagiteekako erinya lyediini eyenjawulo omuli, abaddu ba Allah abasiramu, abakatoliki, abakkiriza mu buda, nabakaafiri. Oluvanyuma yatimbye ekipande ekirala ekisoma nti […]
Zzaala abizadde
Omusajja ayitidde omuvubuka owemyaka 16 police lwakumubba nga bazanya omuzanyo gwa chess. Gabriel Mirza, 47 nga munansi we gwanga lya Romania yalumiriozza omuvubuka ono nga bwabadde agenda okuwangula omuzanyo, olwo akavubuka kano nekeetoololamu mu kabuyonjo nekakozesa compyuta nekasoma empiki gyabadde agenda okuzzako. Olukomyewo obwedda akavuya […]
Bamugobye lwa kuba mulungi
Abantu bangi bagaala kubeera balungi naye ate ono abwevuma Omusajja gw’oyiwaka amazzi g’onywa afumuuddwa mu ggwanga lya Saudi Arabia lwakuyitira bulungi Omar Al Gala munnakatemba ate ng’akuba ebifaanyi mu Dubai naye nga ebasajja banne babadde bamwegomba nnyo Ono alina amaaso galoolabuloozi, n’akasusu era […]
Omubbi atya Kappa
Kati ono ye obubbi abuveeko kubanga tabusobola. Omubbi amenye enyuma yomutuuze omu mu gwanga lya Romania nayingira , wabula kappa nemukanga naalya kava wansi wekitanda. Sempala ono atidde nyo nga alaba nga kappa egenda okumukwagula olwo nakuba omulanga nga omwaana omuto. Takomye awo akutte […]
Diifiiiri akiguddeko
Bwoba omanyi nti oli diifiri wa mupiira nga omupiira ogufuuwa matankane, weegendereze. Mu Indonesia omuzanyi womupiira akubye diifiri namujjamu erinyo lwakugaba penati mungeri yamncoolo. Pieter Rumaropen, yaakubye diifiri Wasit Muhaimin enguumi olwobusungu lwakugaba penati era tiimu ye newangulwa. Wabula ref naye tanywa guteeka, asoose […]
Ababbi tebggwaako magezi
Ababbi b’ennaku zino bagezi nyo. Mu kibuga San Diego mu gwanga lya Amerika, omukazi akubye enduulu bwasanze kilo zenjaga 30 mu motoka ye ate nga siyeyazitaddemu. Nakyaala ono aweza egyobukulu 33, yeewunyzizza oluvanyuma lwomusajja atanategerekeka okutandika okwepakulira ku motoka ye nga bwajjamu enjaga ate […]