Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ow’amagulu ataano azzeemu okulwaala

Omwana omulenzi eyazaalibwa n’amagulu ataano akomezeddwaawo mu ddwaliro e Mulago nga kigambibwa okuba nti alina Ania Omwana ono yalongoosebwa e Mulago omwaka oguwedde era ng’embeera ye tebadde mbi okutuuka lw’alwadde Taata wa Boniface Okongo kati agumbye ku ddwaliro lye Mulago ng’agamba nti takyalina kantu konna olw’amwana ono amulidde nga yatuuka n’okutunda ettaka

Read More

Taata wa Bobi Wine afudde

Taata w’omuyimbi Bobi wine afudde Omukadde Willington Jackson Ssentamu afiiridde mu ddwaliro ekkulu e Mulago gy’aludde ng’atawanyizibwa obulwadde bwa sukaali. Omugenzi afudde aweza emyaka 89 egy’obukadde Twogeddeko ne mwanyina wa Bobi wine, Irene Mirembe n’atutegeeza nti olumbe lwakubeera Magere owa Bobi Wine ekiro kya leero ate olwo enkya omulambo bagutwale e Gomba gy’ajja okuziikibwa

Read More

KKampuni ya Ice egguddwa

Ekitongole kya Kampala Capital City Authority ktaddaaki kiguddewo ekkolero lya Ice Cream erya Kookee Enterprises Ltd, oluvanyuma lw’emyezi 2 nga ligaddwa. Ekkolero lino lyagalwawo lwabukyaafu omwaka oguwedde. Kkooti enkulu era eragidde KCCA edize ekkolero lino layisinsi y’okuddamu okukakalabye emirimu gyabwe nga okuwulira omusango gwebaawawabira KCCA okubaggala mu bukyaamu kukyagenda mu maaso. Ng'ayogerako eri bannamawulire ku kkolero lino wali…

Read More

Abasomesa e Kalangala banasengejjebwa

Oluvanyuma lwa disitulikiti  ye Kalangala okusemba mu bibuuzo ebya siniya  eyokuna ,awamu n'ekibiina ekyomusanvu, abaayo batandise okukebera obukugu bw'abasomesa  okusobola okwawulamu abalina omutindo ogw’ekibogwe. Ssentebe wa disitulikiti ye Kalangala Willy Lugoloobi mu lukiiko lwatuuzizza n’abakugu b’ebyenjigiriza abakulembeddwaamu atwaala ebyenjigiriza mu Kalangala Emmanuel Nseko   , ategeezeza nti akooye okuswalanga buli bigezo lwebifuluma. Lugoloobi ategeezeza nti emirundi mingi…

Read More

Asse omupangisa we

Poliisi ye Ntusi mu disitulikiti ye Sembabule eriko omusajja gwekutte lwakukuba mupangisawe n’amutta lwakwokya faamu ye. Steven Mwesigye akwatiddwa ku bigambibwa nti yakubye  Didasi Munobi 47 okutuusa okumutta oluvanyuma lw’okumupangisa ettaka alimireko kasooli wabula n’ayokya ebisoolisooli okwetegekera okusimba kasooli mu sizoni empya  naye omuliro negusaasana negusanyawo n’e faamu yamukamawe. Mwesigye y’avudde mu mbeera oluvanyuma lw’okusanga nga omuliro…

Read More

Abe wa Ksiekka basasulwe

Abasuubuzi bomu katale ka Kisekka basabye kkooti enkulu eragire abakulembeze baabwe babaliyirire obuwumbi 5 nga babalumiriza okumenya emidaala gyabwe mu bukyamu nga ate emidaala gino webaali baggya eky’okulya. Nga bayita mu bannamateeka baabwe aba Brian Kalule, abasuubuzi banjo bategezezza omulamuzi  Lydia Mugambe nga okumenya akatale kano bwekwanyomoola ekiragiro kya kkooti ekyasooka nga 19 December  eky’obutabamenya nga…

Read More

Essomo lya Techinical drawing lyaalimu ensobi

Ekitongole ky’ebyebigezo mu ggwanga kikkirizza nga bwewaliwo ensobi mu byava mu bigezo bya siniya 4 eby’essomo ly’ebyemikono omuli okukuba pulaani mu lufuutifuuti eriyitibwa  Technical drawing. Omwogezi w’ekitongole kino  Amis Kaheru agamba waaliwo ensobi mu kusengeka obubonero bw’abayizi naye nga ensobi bagitegedde era nebagitereeza nga era baakuddamu okufulumya ebyava mu bigezo by’essomo lino a ebipya. Agamba nga bulijjo…

Read More

Ogwa basiraamu gugenze mu kkooti enkulu

Abakulembeze b’abayisiraamu  18 abavunanibwa okutta bakulu banaabwe bongeddwayo mu kkooti enkulu okutandika okuwulira omusango gwabwe.   Bamaseeka bano baleeteddwa mu kkooti ye Nakawa amakya galeero nga era omuwaabi wa gavumenti  Anne Ntimba  ategezezza omulamuzi w’eddaala erisooka  Timothy Lumunye  nga okunonyereza ku musango guno bwekwawedde naye kwekubongerayo mu kkooti enkulu.   Mu bakwate kuliko n’akulira abatabuliki b’omuzikiti gwe  Nakasero Sheikh…

Read More

Abalina Hernia balongoseddwa

Abalwadde abalina ekirwadde kya Ania abasoba mu 120 beebalongooseddwa mu nkambi etegekeddwa ab’eddwaliro lye Kibuli okumala ssabbiiti namba Ekigendererwa mu nkambi eno kyali kyakulongoosa abalwadde 100 kyokka nga basusseemu. Abantu bano balongoseddwa abakugu okuva mu Turkey nga bayambibwaako aba wano Atwala eby’eddagala ow’eddwaliro lye Kibuli Dr. Muhamood Elgazar agambye nti abantu abasinga bebakozeeko, ania waabwe abadde akuze nga…

Read More