Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Okuggala ebizimbe- Musango gwa KCCA

Amadduuka ku kizimbe kya Forest Mall e Lugogo gakyaali maggale oluvanyuma lw’ekitongole kya KCCA okuggala ekizimbe kyonna. Ku mulyango gwaakyo kussiddwaako ekipande kya KCCA era nga n’abasuubuzi tebateganye kulinnya kigere. Abakungu ba KCCA  abakola ku by’obuzimbi olwaleero besozze akafubo n’abaddukanya ekizimbe kino okulaba ng’ebikibulako biterezeebwa KCCA ennaku zino ebadde eggala ebizimbe byonna ebitalina bisanyizo byonna era nga bingi…

Read More

Abaana abafa e Iganga bangi

Ababaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga olwaleero bagenze mu maaso n’okulambula amalwaliro ng’olwaleero bagenze Iganga Ekigendererwa mu kino kumanya bya bulamu nga bwebiyimiridde n’engeri y’okuyambako Kati omu ku babaka, Godfrey Kiwanda agamba nti ebyobulamu bikyetaaga ensimbi kubanga ebyuuma ebimu tebikola Ono era agamba nti n’obwaavu bungi ng’abantu batuuka okugenda mu ddwaliro nga tebalina byetaagisa Yye nno omukulu mu kibiina kino…

Read More

Abasawo bebulankanya e Kyegegwa

Spiika wo lukiiko olukulembeera disitulikiti ye kyegegwa John Lugumaye Kalega alaze obweralikirivu olw’abasawo mu malwaliro ga gavumenti abasusse okwebulankanya nga ku mirimo. Kino kidiridde abalwadde na bajanjabi mu dwaliro lya Kyegegwa heath centre 4 okwekubira enduulu eri abakulembeze mu disitulikiti ku butakolwako. Kati Lugumaye agamba nti agenda kunonyereza ku nsonga eno era abanasongebwaako bakuggulwaako emisango. mu dwaliro lino…

Read More

Obwenzi mu birombe bususse

Ssentebe wekibiina ekigata abasima zaabu mu gombolola y'ekitumbi emubende Edward Ssenfuma alaze obwerarikirivu olwembeera y'ebyobulamu mu birombe ebisimwamu zaabu mu kitundu kino. Senfuma  tebalina kabuyonjo zimala ng’abantu abamu beyamba mu nsiko ezibetoloodde ekiyinza okuvirako endwadde ezobulabe eri abantu mu kitundu kino. Ono agamba nti n’ebikolwa ebyobwenzi ebisusse mu birombe bino byoolese okwongera ku muwendo gw’abantu abalina ekirwadde…

Read More

abakyala bafudde

Abakyala 11 okuva mu ggwanga lya Buyindi bafudde bwebabadde balongoosebwa okukomezebwa okuzaala Bano balongooseddwa mu nkambi ekubiddwa okutumbula eky’okukomya abakyala okuzaala mu kawefube w’okukendeeza ku muwendo gw’abazaalibwa Abali mu 50 bali mu bitanda nga ku bano 20 bali bubi Abakungu mu minisitule ekola ku byobulamu bana beebawummuziddwa olw’ekibaddewp Mu ggwanga lya Buyindi, abakyala bakugirwa nnyo okuzaala kyokka nga bangi…

Read More

Abafuna Ebola bakendedde

Omuwendo gwabantu abafuna ekirwadde kya Ebola mu bugwanjuba bwa Africa gukendedde Ekibiina ky’ebyobulamu ekya MSF kigamba nti kino kivudde ku malwaliro agajjanjaba abantu agawerako n’abasawo nga kati obukodyo bwebulina okwongerwaamu Bano bagamba nti kyetaagisaawo ekibinja ky’abakugu abakola ku baba bafunye obulwadde mu bwangu nga tebannatabuka Eggwanga lya Liberia lyerisinze okukosebwa ekirwadde kya Ebola ekitawaanya n’ababeera mu Guinea ne…

Read More

E Kasese waliwo agambibwa okubeera ne Marburg

Nga kyakalangirirwa nga  ekirwadde kya Marburg bwekiwedde mu ggwanga wabaddewo akasattiro mu tawuni ye Kasese oluvanyuma lw’omusajja abadde n’obubonero obwefananayirizaako ekirwadde kino . Olunaku olwogulo minisitule y’ebyobulamu y’alangiridde nga Uganda bwetakyalimu Ebola. Wabula e  Kisagazi Alazio Bitaka yeralikirizza ababadde okumpi oluvanyuma lw’okusesema omusaayi nga n’obubi bwe bubaddemu omusaayi era ab’enyumba ye bonna bamudduse nga era abasawo okubva…

Read More

Abasawo beedimye e Soroti

Abayizi b’obusawo ku ddwaliro lya gavumenti e Soroti bediimye okujanjaba omuntu yenna lwaminisitule y’eby’obulamu kulwawo kubasasula. Akulira abayizi bano Isaac Orec agamba banatera kubagoba mu mayumba nga kati bateekateeka kugabana mizigo mwebasula olwabalandiloodi okutiisa okubagoba lwakumala emyezi 3 nga tebabasasula. Ono agamba baawndikira dda omuwandiisi w’enkalakalira mu minisitule y’eby’obulamu ku nsonga eno n’abagumya bugumya nga bwebajja okusasulwa. Bano…

Read More

Omubbi w’emmwaanyi attiddwa

E Kalungu Abatuuze bakkakanye ku mubbi w’emmwanyi nebamukuba mizibu egimugye mu budde. Allen Matovu nga mutuuze we Gayaza- Kawoko akwatiddwa lubona nga akungula byatasiga mu musiri gwa Kulazikulabe nebamuligita emigoba nte egimuggye mu budde. Okutwalira amateeka mu ngao kuno kubadde ku kyalo  Kitabyama oluvanyuma  lwa Matovu n’omusajja omulala afubutuse bwebakwatiddwa lubona nga banoga emmwanyi zamunaabwe. Abatuuze bategezezza nga…

Read More

Ettoffaali liri Mawokota

Katikiro wa Buganda Charles peter Mayiga  olunaku olwaleero akutte olunaku olw’okubiri nga atalaaga esazza  ly’e mawokota, mukaweefube w’okukungaanya etofaali ,kko n’okusakirira obuganda . Akawungeezi akayise Katikiro yatalaaze e Gombolola ye Muduum, Mpigi town council kko ne gombolola y’e kiringa ente  kko Kamengo, era nga webwazibidde nga awezeza  obukade 80. Agavaayo galaga nga Katikiro bwategesse okutalaaga amagobola asatu …

Read More