Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Akasattiro ku ddwaliro e Mubende

Wabaddewo akassatiro ku ddwaliro ly’e Bukuya mu district ye Mubende,oluvanyuma lw’omu ku balwadde okufa n’obubonero obwefananyizaako obw’ekirwadde kya Marburg. Omusajja ono akadde kutwalibwa mu ddwaliro nga atawanyizibwa ekirwadde ky’akafuba wabula oluvanyuma n’afiira mu muti w’abadde yewogomye. Abatuuze bonna beesambye omulambo guno nga era teri agukutteko n’okutuusa essaawa eno. Ye ssentebe wa LC3 owa Bukuya HajjI Sulaiman Tanula asabye…

Read More

Lukwago addukidde mu bagabirizi b’obuyambi

Meeya e kibuga Kampala Erias Lukwago aliko omukuku gw’ebbaluwa gw’awandikidde  abagabi b’obuyambi ng’ayagala bakole okunonyereza ku nsimbi zebazze bawa ekitongole kya KCCA okuva mu mwaka gwa 2011. Mu bitongole Lukwago byawandikidde mwemuli World Bank, IMF, China Exim Bank ne European Union wamu n’ebirala. Lukwago agambye nti ekiwandiiko kino kigendereddwa okulaga abagabi b’obuyambi olukwe olwalukibwa Minister wa Kampala…

Read More

Nabakooba bamulaze Kampala

Poliisi ya kampala ekutte abantu basatu abagambibwa okugezako okupangulula emmotoka  y’eyali omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba Emotoka eno kika kya Premio namba UAQ 422 U mu bitundu bye Namungoona Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Patrick Onyango agamba nti bano beebamu ku gubinja gw’abazigu abatigomya abe Namungoona, Kasubi, ne Nankulabye Onyango agamba nti abantu bano bakuggulwakao misnago gya…

Read More

Abalwadde b’akafuba beeyongedde

Ekibiina ky’ebyobulamu ekyensi yonna kigamba nti abantu emitwaalo 50 beebalina obulwadde bw’akafuba Mu mwaka oguwedde gwonna abantu obukadde mwenda beebafuna akafuba okwetoloola ensimbi yonna okwawukanako n’obukadde munaana kitundu abafuna obulwadde bwebumu mu mwaka 2012. Wabula yadde guno bweguli, omuwendo gw’abafa obulwadde buno ggwo gukendedde Abali mu kisinde ekirwanyisa akafuba bagamba nti emiwendo emiggya gyerariikiriza era buli omu alina…

Read More

Omuti gulwaanya n’omusajja

Omusajja abadde akuba amasasi ku muti nga yegezaamu ataddeko kakokola tondeka nyuma nagwo bwegutandise okumuddiza Omusajja ono ategerekese nga Dave abadde ayiga kukuba mmundu kyokka ng’olutandise okukuba omuti ogumu nagwo negutandika okusuula amatabi naye tabadde mubi n’adduka Omuti guno gumaze negugwiira ddala w’abadde ayimiridde.

Read More

KCCA emenye ab’e Wandegeya-Abasuubuzi balajanye

E Wandegeya KCCA emenye obuyumba bw’abasuubuzi obubadde kumpi n’oluguudo n’obuli ku bifuji. Omwogezi wa KCCA Peter Kaujju agamba obuyumba buno buliwo mu bukyamu  nga era abasuubuzi bano balabuddwa enfunda eziwera okubugyawo wabula nga baling abafuuyira endiga omulele. Agamba bano baziba ekkubo mukoka w’alina okuyita nga kyekiviiriddeko amataba okweyongera mu kibuga mu biseera by’enkuba. Ono aweze nga kino bwekikyali…

Read More

Emirimu gisanyaladde nga Besigye akwatibwa

Emirimu gisanyaladde ku Hotel ya Brovad e Masaka, poliisi bw’ezinzeeko ekifo n’egoba Dr Kiiza Besigye okuva mu lukiiko olutegekeddwa bannakyeewa Abasirikale abampi n’abawanvu bayiiriddwa ku wooteri ebweru nebalagira Besigye okufuluma Olukiiko luno lubadde lutegekedde kukungaanya birowoozo okuva eri abakulembeze b’ebitundu, bannabyabufuzi, bannaddiini n’abantu ba bulijjo okuva mu Buganda ku mateeka g’eby’okulonda Abategese olukiiko luno bagamba nti Besigye tebamuyise…

Read More

Emisango gyakwanguwa

Ekitongole ekiramuzi kitongozezza enteekateeka z’okugaba amangu ebibonerezo eria bantu abakkiriza emisango. Ekigendererwa kukola ku bantu mangu era baweebwe ebibonerezo okwewala okubaleka mu makomera nga tebawozesebwanga Atwala abalamuzi, Yorokaamu Bamwine agamba nti era abantu abakkiriza emisango basalirwa ku bibonerezo kubanga baba tebatawanyizza kkooti N’abantu ba bulikko bajja kukkirizibwanga okubaako byeboogera ku misango kiyambe abalamuzi okusalawo nga bamanyi gyebiva. Ebibiina by’obwa…

Read More

Abakebera aba Ebola babanja

Abekebejja abantu abayingira mu ggwanga ku kisaawe Entebbe bazzeemu okwemulugunya nti tebasasulwa Abakozi bano abasoba mu 5o baweebwa emirimu mu mwezi gw’omunaana oluvanyuma lw’obulwadde bwa Ebola okutabuka mu mawanga g’obugwanjuba bwa Africa Abamu ku bakozi bano bagamba nti bamaze emyezi ebiri nga tebasasulwa Wabula omuwandiisi w’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu Asuman Lukwagoa gamba nti kino bakukikola mu kaseera akatali…

Read More