Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Poliisi yakujjanjaba abantu

Poliisi etongozezza kawefube w'okujjanjaba abantu ng'ebimu ku bikujjuko byaayo eby'okukuza emyaka 100 Omukolo gubadde ku kibangirizi ky'eggaali y'omukka. Amyuka oomuduumizi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano,Farouk Muyirima agamba nti bagenda kujjanjaba abantue ndwadde ezitali zimu ku bwereera nga kawefube waabwe ow'okubaddiza Kino kikolebwa mu malwaliro amanene ku buli disitulikiti

Read More

Abaana abakooneddwa emmotoka y’empaka batemeddwaako amagulu

Abaana abana abaakoneddwa emmotoka z’empaka olunaku lwajjo batemeddwaako amagulu. Herman Kasamba ow’emyaka 14, Badri Mawejje 13 Hanifa Nantale ne Rose Naknwagi bakyassiza ku byuuma Abaana bano bamukyala Hadijah Nalwadda ng’ono era yafiiriddwa omwana ow’emyaka ena mu kabenje keekamu Akabenje kano kaagudde zirobwe emmotoka y’empaka bweyalemeredde omugoba waayo n’eyingirira abaana bano Omukyala ono agamba nti tannafuna buyambi bwonna yadde okuva…

Read More

Alya mmere ya mbwa

Mu ggwanga lya Ameriva omukyala atunda emmere y’embwa alabye eby’owketawaanya taabisobole naye n’atandika okulya kw’eno Omukyala ono akikoledde kati omwaka mulamba Omukyala ono alina edduuka mu kibuga Washington agambye nti kino yakikoze okukakasa abantu nti emmere y’embwa gy’atunda mpitirivu obulungi era terina bulabe eri omuntu.  

Read More

Omuzimu gumuweerezza ekifananyi

Bw’oba olowooza nti abazungu tebakkiririza mu ddogo osaana kuwulira bino. Omukyala enzaalwa ye Romania agamba nti jjajja we eyafa amuwerezza ekifananyi kye ku ssimu. Gina Mihai ow’emyaka 34 agamba nti atandise okufuna ekirowoozo nti jjajja we tateredde mirembe era ng’ekifananyi kino ekitutte eri omusawuzi n’amukakasas nti jjajja we atulugunyizibwa gyali Kati abakkirizza bakungaanye nga bagenda mu maaso n’okusabira…

Read More

Abakukusa abantu bavunaaniddwa

Abantu basatu abagambibwa okutwala abantu ebweru u bumenyi bw’amateeka bagguddwaako emisango nebasindikibwa e Luzira Abasatu bano babadde balimba naddala abawala nti bagenda kubafunira emirimu naye nebabatwala mu kukuba obwa malaaya Ruth Kayaga owe Namasuba avunaaniddwa wamu ne Joseph Wamala ng’ono y’akulira kkampuni emanyiddwa nga United Citizen Child Support Organization Uganda ng’eno gy’akozesa okukusa abantu Bano babadde wamu ne…

Read More

RDC akubiddwa amasasi- 90 beebakafa

Omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti ye  Bundibuggyo, Pius Mujuzi akubiddwa amasasi agamulese ng'ataawa. Omupoliisi y'amukubye amasasi mu butanwa. Omwogezi w'amaggye mu kitundu kino Ninsiina Rwemizuma akakasizza amawulire gano Rwemizuma agambye nti Mujuzi abadde ayise mu panya abapoliisi gyebabadde beekweese ate ng'alina emmundu era nga balowoozezza nti yoomu ku balumbaganyi. Bino nga biri biti gwo omuwendo gw'abakafa e Bundibuggyo gutuuse…

Read More

Omuliro gukutte ekizimbe kya Avemar

Omuliro gukutte ku kizimbe kya  Avemar wano ku street oluvanyuma lwa tulansifooma y’ekizimbe kino okwaabika. Abasuubuzi bakoze ekisoboka okuzikiza omuliro guno nga bakozesa amazzi okutuusa poliisi enzinya mooto lwetuuse neguzikiza. Abamu ku bantu abakolera ku kizimbe kino bagamba nti ekitundu ky'kizimbe kyekikutte kyokka nga ssi bingi ebisanyeewo kubanga bakoze buli ekisoboka okugulwanyisa Amyuka akulira poliisi enzinya mooto Hassan…

Read More

Mu Kenya Raila Odinga ategese olukungaana gaggadde

Ab’oludda oluvuganya gavumenti mu ggwanga lya Kenya bateekateeka kukuba lukungaana gaggade okulaga obutali bumativu ku by'okwerinda ebifuuse yegeyege ng'abantu ab'enjawulo bazze battibwa abamukwata mundu. Nga bakulembeddwaamu akulira ekibiina kya  CORD nga era yesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga  Raila Odinga, bagamba nti mu mwezi gumu gwokka abantu abasoba mu60 bebakatibwa abantu bano abatanategerekeka. Obunkenke mu ggwanga lino bwamanyi oluvanyuma…

Read More

Amalwaliro gakuddabirizibwa

Minisitule y’ebyobulamu etegezezza nga bw'etadde ku mwanjo eky’okuddabiriza amalwaliro mu disitulikiti ezenjawulo mu mwaka gw’ebyensimbi guno. Omuwandiisi wenkalakalira mu minisitule eno , Dr. Asuman Lukwago  agamba essaawa yonna eddwaliro ly’e Mulago lyakutandika okuddabirizibwa ssaako n’amalala agali mu mbeera embi nga mu disitulikiti endala. Batuunulidde amalwaliro ge   Moroto, Mityana ne  Entebbe n’amalala.

Read More

Abe Kibuli bazzeemu leero okusoma

Abayizi b’essomero lya Kibuli  secondary school badda leero ku ssomero oluvanyuma lw’omuliro okukwata ekimu ku bisulo byabwe wiiki ewedde. Wiiki ewedde omuliro gwasanyizzaawo ebintu by’abayizi abasoba mu 100 ekyawalirizza abakulira essomero lino okubalagira okugira nga badda ewaka. Akulira essomero lino Ibrahim Matovu agamba embeera esubirwa okudda munteeko nga era abayizi bakuddamu okusoma amangu ddala. Matovu agamba abakulira essomero…

Read More