Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Obunkenke e Bundibuggyo

Ssabapoliisi w’eggwanga  Gen. Kale Kayihura wakusigala nga agumbye mu bugwanjuba bw’eggwanga oluvanyuma lw’obulumbaganyi obwakoleddwa abatamanya ngamba mu bitundu bye Bundibugyo. Olunaku lw’eggulo  Kayihura yatuuse mu kitundu kino mu nsisinkano n’abakulira eby'okwerinda nga era amyuka omwogezi wa poliisi mu ggwanga Polly Namaye agamba ssenkaggale wakugumba mu bitundu bino ebbanga lyekinamala nga kyetagisa Ggo amaggye gagamba nti abantu abasoba…

Read More

Emotoka y’empaka esse Abaana.

    E zirobwe mu district ye Luweero  emotoka y’empaka ewabye n’etomera abaana mukaaga nga bonna b’amunju emu , basatu nebafiirawo ate abasatu n’ebabuuka n’ebisago eby’amaanyi Omu kubatuuze nga ono yye Sali Mugerwa , atubuulide nti kano akabenje kabadde ku kyalo Mpangati,emotoka bwewabye n’etomera  abazukulu ba Namwandu wakasanke Nalwadda ababade batunuulide emotoka zino Agavaayo gooleka nga emotoka zino ,…

Read More

Abafude bawezze 61 e kaseese

      Webuwungeeredde nga agavva e kaseese gooleka nga omuwendo gwabalumbaganyi abatidwa nga bagezaako okulumba gulinye, nga kakano gutuuse ku bantu 52 okuvva ku 42 webwakeeredde. Ayogerera amagye ga UPDF mukitundu kino Lt Nishima Rwemizhuma atubuulide nti nakati omuyiggo gwabo abeenyigidde mu kikolwa ky’okutta banansi 9 gukyagenda mu maaso Abatidwa kuliko Jacob Muhindo, nga ono abade muserikale , konne …

Read More

Abasoba mu 50 battidwa e Bundibugyo,kaseese,ne Ntoroko

      E Kasese  abantu abasoba mu 13 bakakasidwa okuba nga batidwa ,nga bano beebamu kwabo abatidwa abakambwe abaalumbaganye district  esatu okuli Kasese , Bungibugyo ne Ntoroko  akawuungeezi akayisse. Abagenzi kuliko Jacob Muhindo, nga ono abade muserikale , konne  Corporal Tibimanya Grace  nga kwogasse n’ab’omunjuuye basatu abaatekedwa omuliro, songa era ku kyalo ky’ekimu kuliko n’abntu abalala basatu abatidwa. Yyo…

Read More

Abe Mukono balemedde ku nsonga- gusalwa nga 9th omwezi guno

Omusango gw’abatuuze be Bamutakudde ne Kyampisi abawaaba kkampuni y’aba china guwulirwa nga 9th omwezi guno Abatuuze bano bawaaba aba china beebagamba nti bakuba amayinja Abatuuze bano bagamba nti olw’amayinja gano abakyala bangi bavuddemu embuto, ate nga bangi balwadde n’abalala. Amyuka omuwandiisi wa kkooti enkulu Mary Khainza yategeezezza nga bweyabadde tasobola kugenda mu maaso nakusalawo ku musango guno n’asabayo…

Read More

Bano omukwano gubatikidde mu kkubo nebeemala eggoga

Poliisi mu ggwanga lya Russia eri ku muyiggo gw’abagaalana abeegadangidde mu kibuga wakati nga tebafuddeyo ku bakola egyaabwe Abantu ababalabye beebakubye ebifananyi nebabiwa poliisi ebitadde ku mukutu gwaayo ng’ebuuza oba waliwo abamanyi. Mu katambi akakwatiddwa, abagalaana bano balabwaako nga bazze ku kabalaza k’oluguudo awali ekibumbe ekiyiika amazzi kyokka ng’eno abantu bwebali mu kukola ebyaabwe nm’abatono abasigadde nga…

Read More

Omuliro ku Kibuli SS- abazadde basabiddwa okukima abaana baabwe

Abazadde abalina abayizi mu senior esooka mu somero lya Kibuli secondary school basabiddwa okukima abaana babwe. Kino kiddiridde omuliro okukwata ekisulo ky’abayizi era ebintu by’abaana 118 n’ebitokomoka. Akulira esomero lino Bruhani Matovu, agambye nti omuliro guno gwandiba nga gwavudde ku balubu eyabadde eyaka eyagudde ku buliri bw’omu ku bayizi, olwo amasuuka negakwata omuliro. Matovu agambye nti tewali muyizi…

Read More

Bbomu ku palamenti mu Somalia

Okubwatuuka okw’amaanyi wamu n’amasasi biwuliddwaako okumpi ne palamenti y’eggwanga lya Somalia ng’ababaka bagenda mu maaso n’okuteseeza eggwanga. Amawulire agavaayo goleka nga bwewaliwo abantu abalumiziddwa mu bulumbaganyi buno, obuteberezebwa okuba nga bukoleddwa oluvanyuma lwa bbomu etegeddwa mu motoka. Gyebuvuddeko banalukalala ba al-Shabab 10 beebafira mu bulumbaganyi obwakolebwa ku palamenti  emyezi mukaaga  emabega. Obulumbaganyi buno buzze nga wakayitta wiiki emu…

Read More

Abe Banda basenguddwa

Abantu okuva mu maka agasoba mu 200 e Banda beebakaaba oluvanyuma lwa Kampala Capital City authority okusanyawo amaka gaabwe. Kino kikoleddwa okuzimba paaka omunasimba emmotoka ze Nakawa ezigenda okusengulwa akadde konna Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti bagaala kukendeezaa ku mujjuzo mu kibuga. Wabula abatuuze beemulugunyizza ku ky'okusengulwa nga tebaliyiririddwa. Bano bagaala KCCA ebasasule era nga bagamba nti…

Read More