Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ebyenfuna ssi bibi nnyo

Nga ebula mbale omukulembeze w’eggwanga ayogereko eri eggwanga abakugu mu by’enfuna bategezezza nga eggwanga bweritakola bubi nyo mu byanfuna nga abamu bwebagamba. Bwiino okuva mu Banka enkulu alaga nti eggwanga likuze ebitundu 5% yadde nga abasing baali balisuubira kukulira ku biyundu 6%. Omukugu  Elly Twineyo agamba ebiseera by’enfuna by’eggwanga bitangaavu nga n’amagoba banka enkulu kwewolera gaze gakka. Wabula…

Read More

Abakinjaaji bacacanca

Abakinjaaji okuva mu lufula enkulu mu ggwanga  bali mu kucacanca oluvanyuma lwa naggaga  Dan Katarihwa Akwatampola okujjayo omusango gweyali awaabwe mu kkooti nga ayagala okwezza ettaka okutudde lufula eno lyeyagula ku mugagga munne Hassan Basajjabalaba. Ono akkanyizza ne Basajjabalaba olwo omusango nagugyayo mu kkooti Katarihwa yekubira enduulu mu kooti nga ayagala abasuubuzi bomu lufula eno bamuke ettaka…

Read More

America erabudde abantu baayo ku batujju

Eggwanga lya America lirabudde abantu baalyo ababeera wano okwegendereza abatujju abategeka okulumba Uganda mu biseera by'ekikopo ky'ensi yonna. Empaka z'ekikopo kino zitandika ku lw'okuna lwa ssabbiiti ejja okutuukira ddala nga 13 omwezi gw'omusanvu omwaka guno. Okulabula kuno kuzze nga bannayuganda tebannaba kwerabira banaabwe abattibwa mu bulumbaganyi bwa bbomu obwakolebwa e Kyaddondo ne ku Ethiopian Village restaurant e…

Read More

Abavubuka ba Museveni- Babaka

Abavubuka mu kibiina kya NRM okuva mu bitundu ebitali bimu basazeewo okuwagira ekya pulezidenti Museveni okwesimbawo yekka nga tavuganyiziddwa mu mwaka 2016. Ababaka b’abavubuka nga bakulembeddwaamu Peter Ogwang ne Everylne Anite ababadde banyonyola ku wa webatuuse n’ekiteeso kyaabwe Ababaka bano era bawakanyizza ebigambibwa nti abatawagira kiteeso kino batulugunyizibwa mu kibiina. Wabaddewo okusika omuguwa mu kibiina kya NRM bukyanga…

Read More

Okujjuza ekifo kya Bigombe kutandise

Gavumenti etandise kawefube w’okujjuza ekifo ky’abadde minister omubeezi akola ku by’amazzi Betty Bigombe. Bigombe yalekulidde owa minister n’okukiikirira abantu be Amuru oluvanyuma lw’okuweebwa omulimu mu banka y’ensi yonna Omwogezi wa gavumenti Rosemary Namayanja agamba nto amakubo amatuufu gagenda kugobererwa okujjuza ekifo kya Bigombe mu gavumenti ne mu palamenti

Read More

Aba Bokoharam bazzeemu okulumba

Abagambibwa okubeera ab’akabinja ka Bokoharam bazzeemu buto okukola obulumbaganyi ku bakkiriza ababadde mu kkanisa nga basaba. Ku luno abalumira mwooyo bano beefudde ng’abajaasi b’eggwanga olwo nebatandika okukuba amasasi mu bantu Omubaka w’essaza lye Borno agamba nti yabadde yalabudde dda amaggye nti abazibu bano bandi lumba oluvanyuma lw’amaggye agamaze emyezi esatu nga gagumbye okujjibwaayo. Bino bigenze okubaawo ng’abakulu mu…

Read More

Abagole bagudde mu nyanja

Abagole ababadde mu machati g’okwekubisa ebifananyi ku Nyanja emikolo gibabijjiridde bwebaguddemu bonna nebajojobala. Abagole bano ababadde batambulira mu nyonyi ekkakanye okumpi n’amazzi olwo obudaala bw’ennyonyi nebussibwa kyokka nga wakati mu kwekubisa ebifananyi, obudaala bukutuse n’ondabira Dan ne Jackie Anderson ekirungi nti amazzi gebaguddemu gabadde gumpi n’olubalama era bekunganyizza mangu okudduka mu mazzi nga tewabadde kyakutaasa

Read More

Ekitabo ky’ebyafaayo

Ekitabo ekyabula ku muwala nga wa myaka 11 kyadaaki kkyekomezzaawo kyokka Kitaawe w’omuwala ono yeeyali yamuwa ekitabo kino  nga kati wayiseewo emyaka 66 era ng’omuwala ono wa myaka 80 wetwogererera Betty Fowkes nga munnanasi wa Australia agamba nti ekitabo kino kyamuweebwa taata wa nga kirimu ebyamagero  mu ssematalo ow’okubiri era nga kyaali kyabula kyokka ng’akisanze mu ssa…

Read More