Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Yaaya omutemu wuuno

Mu ggwanga lya Bungereza, omukozi eyawaayo omwana wa mukama we omulenzi nebamukozesa mu bikolwa by’obukaba esibiddwa emyaka 16 Omukyala ono Claire nga wa mu kibuga Cardiff yawaayo omwana ow’emyaka 3 eri ogusajja ogwamukozesa mu bikolwa by’okwegatta ebya buli kika omuli n’okumusiyaga Omuwala ono bino byonna babikola omwana wa mukama we nga yye atemya era nga n’ebimu yabikwata…

Read More

Bamusiga nsigo beeyongedde

Yadde nga ebyenfuna tebitambula bulungi, bamusiga nsigo bbo beyongera bweyongezi Ekitongole ekikola ku kusikiriza bannaggagga mu ggwanga kigamba nti wakati w’omwezi gwa January ne March 2014 obukadde bwa doola 852 bwebwafunibwa okuva mu bamusiga nsigo Bino zaava ku bukadde bwa doola 403 ozakufunibwa mu kiseera kyekimu omwaka oguwedde Akulira ekitongole kino Frank Sebbowa kino akitadde ku mbeera ejja…

Read More

Aba Paakayaadi tebalina kabuyonjo

Abaddukanya ekisaawe kye Nakivubo beeralikirivu olw’abasuubuzi mu katale ka paakayaadi obutaba na kabuyonjo Akola ku byensimbi ku Lukiiko oluddukanya ekisaawe Hajjati Miminsa Kabanda agamba nti kyewuunyisa nti abasuubuzi abasoba mu 1000 tebalina yadde kabuyonjo emu bweti Wabula yye ssentebe w’abasuubuzi mu katale Hamza Kalema bino byonna ebisenze ng’agamba nti emyaka gino gyonna beebamanyi bwebabeerawo era ng’abe Nakivubo…

Read More

Okulongoosa Namugongo kutandise

Ku biggwa by’abajulizi e Namugongo, okulongoosa buli wamu kutandise ng’ebula mbale ol’abajulizi lutuuke Ku kiggwa ky’aba katolika, okulongoosa ebifo ebiyitamu abantu kugenda mu maaso n’okugogola emyaala Bwana mukulu w’ekigo kye Namugongo Faaza Emmanuel Kimbowa   agamba nti olunaku Mulindwa werunatuukira ng’ekiggwa kitemagana nga mukene Faaza agamba nti era bassizzaawo kabuyonjo ezamangu okuyambako okukuuma obuyonjo Buli nga 3 omwezi gwomukaaga abakirisitu…

Read More

Omumuli gwa poliisi gwongedde okutambula

Poliisi olwaleero egenze mu maaso n’okutambuza omumuli gwaayo ogwa poliisi empya nga kati gutwaaliddwa e Mukono Gusoose ku poliisi y’oku luguudo lwe Kira okudda ku kira division police nga tegunnatuuka mukono. Ng’ayogerera ku mukolo gw’okutambuza omumuli, aduumira poliisi mu kampala n’emiriraanoi Andrew Felix Kaweesi agambye nti buli mumuli gyeguyita enjiri yakugogola poliisi n’okukyuusa erinnya lyaayo Ono agamba nti…

Read More

Obulwaliro 3000 bwebwakaggalwa

Obulwaaliro obutunda eddagala obutatukagana namutindo obusukka mu 3000 bwebwakaggalwa mu bitundu ebyesudde ekibuga Kampala. Kati buli ddwaliro erikeberebwa nga lituukagana na mutindo liteekebwaako akabonero akalaga nti lisaanidde olwo obutalina bisanyizo buggalwa. Akulira ekitongole ekikola ku by’eddagala Gordon Ssematiko agamba nti obulwaliro bungi bwakereberwa nga tebulina bisanyizo nga n’abasawo benyini ababukolamu tebalina bukugu Ssematiko agamba nti ekikwekweto kyakugenda mu…

Read More

Amakerenda g’ebiwuka gazze

Kkampuni enkozi y’eddagala eya Glaxo-Smith kline eriko amakerenda g’ebiwuka g’etonedde abaana mu mawanga  agakyakula mu Africa Eddagala lino libalirirwaamu obuwumbi 4. Akulira kkampuni eno mu Uganda, Nathan Wasolo agamba nti amawanga agawera agali wansi w’eddungu Sahara gagenda kufunamu nga muno mw’otwalidde ne Uganda. Agamba nti kino abaana bangi balina ebiwuka kyokka nga tebalina ddagala era ng’eddagala lino lyelijjja …

Read More

Abasawo abasirisa batono

Ekibiina ekigatta abasawo abasirisa abagenda okulongoosebwa kisabye gavumenti okutereeza embeera mwebakolera. Amyuka akulira ekibiina ekigatta abantu bano Paul Masereka agamba nti emirimu gyaabwe mikulu nnyo eri eggwanga kyokka nga tebafiibwaako. Bagala era gavumenti eyongere n’okutendeka abasirisa abalala okulaba nti omuwendo gwaabwe gweyongera kubanga batono mu ggwanga.

Read More

Tubikolako-gavumenti egumizza abasawo

Minisitule y’ebyobulamu asabye abakulembeze b’ama disitulikiti okuwaayo amannya g’abasawo abatannaba kusasulwa misaala gyaabwe Kiddiridde abasawo mu disitulikiti ye Bushenyi ne Ishaka okwekalakaasa olw’emisaala egitannasasulwa ate ng’abalala babasalako ensimbi zebatategeera. Omwogezi wa minisitule, Rukia Nakamatte agamba nti ekiyinza okukolebwa kwekukolagana okulaba nti abatannaba kusasulwa bategerekeka. Mu ngeri yeemu era Nakamatte asabye abasawo bano okubeera abakkakkamu ng’ensonga yaabwe bw’ekolebwaako.

Read More

Embwa ezitayaaya ziyitiridde

Ab’ekitongole ekitereka eddagala basabye minisitule ekola ku gavumenti ez’ebitundu okuyisa amateeka aganayamba okukendeeza ku mbwa ezitayaaya Kiddiridde abantua bawerako okulumwa embwa  nga n’eddagala mu malwaliro awamu ttono okukola ku muwendo ogulinnye Owmogezi w’ekitongole kino Daniel Kimosho agamba nti yadde bakyalina eddagala erigema abantu abalumiddwa embwa, okukendeeza ku balumwa kyakuyamba nnyo. Asabye n’abantu okugema embwa zaabwe okwewala okulwaaza abantu

Read More