Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Uganda Cup eddamu nkya

Empaka za Uganda Cup ziddamu olunaku lwenkya, KCCA nga bubefuka ne Ntoda fc e’Ntungamu muluzannya olwa teams e 16. Ogwazanyiddwa olunaku lwegulo,team ya Lweza fc yakubye Baza Holdings goal 1-0, nga goal eno yatebedwa Mahad Kakooza,omupiira ogwabadde ku Villa Park. Zo teams ezimaze okwesogga oluzannya lwa Quarter finals kuliko  Lweza C, Jinja Municipal Council, SCVU abalina ekikopo…

Read More

abagaala okukola mu makomera akakisa kaakano

Ekitongole ky’amakomera kitandise kawefube ow’okuwandiika abaserikale abajja, okwetolola eggwanga lyona. Kawefube ono agenda okukolebwa n’ekitongole kya  Justice Law and Order sector era  ngagenderedwamu okukengeza ekizibu ky’ebbula ly’abakozi, oluvanyuma lw’abasibe okweyongera mu amakomera. Akulira ekitongle kyamakomera Johnson Byabashaija agambye nti ekitongole kimaze ebbanga bakifirwa abakozi,abatwalidwa ebitongole ebirala , kale ngabasanye babazewo. Bwabasaija agambye nti betaaga abantu 30 abalina zi…

Read More

Abayizi tebategeera byebasoma

Alipoota efulumiziddwa ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga eraze nti abayizi  mu secondary bakyakola bubi amasomo omuli Bilogy, Okubala n’olungereza. Alipoota eno ey’omwaka 2013 eraze nti abayizi ebitundu 14% bebategera biology, okubala mu senior eyokubiri, ebitundu 40% bebategera okubala ate ebitundu 43 % bebategera oluzungu. Bwabadde atongoza alipoota eno kulwa minister, avunanyizibwa ku byenjigira ebisokerwako mu masomero ga secondary…

Read More

Omubaka Nsereko awaabiddwa lwa bbanja

Omubaka Mohammed Nsereko akubiddwa mu buga z’amateeka lwa bbanja. Amuwaabwe mubaka munne Hatwib Katoto agamba nti yamuwa kyeeke eky’ekikwangala Kattoto ngayitaa mu bannamateeeka be aba Twesigye anad co advocats ayagala kusasulwa obukadde 660 z’amubanja ng’osizzaako n’ez’okumudaaza Katooto agamba nti Nsereko yamuwola obukadde 660 ng’alina okuzisasula mu nnaku nkaaga kyokka nga mukumusasula yamuwa kyeeke y’ekikwangala Kyeeki zino ezaali eza Equity…

Read More

Gavumenti eremedde ku mikutu gy’amawulire

Akakiiko akafuga ebiwerezebwa ku mpewo kazzeemu okujjukiza eb’emikutu gy’amawulire okussa ekitiibwa mu biragiro bya gavumenti. Gavumenti eyagala eweebwa akadde ku buli leediyo ne TV ku bwereere okutegeeza abantu by’ekola kyokka nga kino ab’emikutu bakiwakanya. Ekiwandiiko okuva mu kakiiko akafuga eby’oku mpewo kijjukizza ab’emikutu nti kibakakatako okutegeeza abantu gavumenti by’ekola kyokka nga kino kisoboka ssinga gavumenti eweebwa obudde…

Read More

Congo evuddeyo ku lyaato eryabbira

Gavumenti ya Congo kyaddaaki evuddmeu omwaasi ku bantu baayo abafiira mu kabenje k’eryaato. Omubaka wa Congo mu Uganda Charles Lekonga asabye gavumenti ya Uganda okunyonyola obulungi kiki ekyavaako akabenje Lekonga era agambye nti kyaali kikakata ku gavumenti ya Uganda okussaawo amakubo okwewala obubenje nga buno obuva ku bulagajjavu Ono agamba nti okunonyereza okwakakolebwaako kulaga nti eryaato eryabbira telyaali…

Read More

Abasawo bakomewo

Kawefube w’okusikiriza abasawo bannayuganda abaddukira ebweru okudda ku butaka atandise. Ababaka okuva mu palamenti y’amawanga ga Africa beebamuwomye omutwe okuyamba okwongeza ku basawo mu ggwanga. Ababaka bano bagamba nti ensonga eno bagitegeezaako ne pulezidenti n’agiwagira nga kati okwogereza abasawo bano kwekugenda mu maaso. Omu ku babaka mu palamenti eno, Onyango Kakoba agamba nti bamaze okwogerako n’basawo 20 abali…

Read More

Gwe bagobye ku mulimu akozze

Abantu bangi bassaako omugejjo nga nebwebakola ki tegulina gyegulaga Ne Richard enzaalwa ye Bungereza yakola buli kimu naye nga tasala masavu naye mu bbanga ttomu omusajja ono kati nga wamulabye mutono muzibu Richard ono yagobwa ku mulimu gyebuvuddeko era ogubadde ogubiri kati kabiri olw’ebiroowozo Omusajja ono yali yalekera awo okuzina mu kiraabu ye gyeyalimu olwo obunene kyokka nga…

Read More

Exercise nnungi

Okukola exercise eri abantu abalina emyaka 20 kiyamba okuwawula obwongo Abanonyereza okuva mu ggwanga lya America bagamba nti omuntu okudduka, okuwuga oba okuvuga akagaali kimuyambira ddala okulowooza amangu Exercise zino zisinga kuyamba mutima nabwongo okubeera nga biri era ng’eno y’ensonga lwaki biba birungi Okunonyereza okuzudde zino kukoleddwa ku banti 2000 ab’emyaka 25.

Read More