Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Olutalo ku bujama

Mu disitulikiti ye Ibanda, ab’obuyinza batongozezza olutalo ku bujama. Akulira ebyobulamu mu disitulikiti ye Ibanda,Michael Origye agambye nti ekigendererwa kyakulaba nti abantu bakwatira wamu okulwanyisa obujama Origye agamba nti abasawo bamaze okulambula ebitundu ebitali bimu omuli Bufunda, Kyaruhanga, Kigarama, Rugazi ne Kagongo Wards nga basomesa abantu ku ngeri y’okukuumamu ebifo byaabwe nga biyonjo Abawadde n’amagezi okufuba okulaba nga…

Read More

Obujjanjabi ku sickle cells bubulamu

Gavumenti esabiddwa okufuba okulaba nti etuusa ku bantu obujjanjabi wa siko seelo mu mwaliro gaayo gonna. AKulira ekibiina ekirwanyisa endwadde eno ekya Sickle Cell Association Ruth Mukiibi agamba nti amalwaliro agasinga tegalina byuuma bikola ku balinaa obulwadde buno. Ono agamba nti eno y’ensonga lwaki abalwadde bonna bekulungulula okugenda e Mulago ate nga nayo telina bikozesebwa bimala

Read More

Express ewanduddwa

Team ya Express ewanduse mumpaka zekikopo kya Uganda Cup ekyayitibwanga Kangulu olunaku lweggulo e Kavumba. Team eno ekubidwa Hope Soana fc goal 7-6 mukakodyo kokusimulagana penalties oluvanyuma lwokulemagana goal 1-1 mudaakika emu yokka gyebazanyidde. Team zombi okuzanyira eddaakika emu kidiridde okuyiwa omupiira bwegwaali gunatera okugwa nga boli omu alina goal emu. Kati Hope Soana yessozze oluzanya lwa teams…

Read More

Empaka z’ebikonde zongezeddwaayo

Empaka z'ebikonde eza Inter Cities ezibade zitandika ku nkomerero ya week eno,zongezeddwaayo. Omwogezi w'ekibiina ekikulembera omuzanyo guno mu ggwanga Fred Kavuma ,ategezezza ng'ensimbi zebabadde bategese okusaasanya tezimala era balinze kakiiko ka  National council of sports okubakwata ku mukono oluvanyuma balangirire olunaku olulala empaka zino lwezinatandika. Ebibuga 10 byo bimaze okukakasa nga bwebigenda okwetaba mu mpaka zino nga…

Read More

Tiimu zisenguse

Tiimi z'okubaka okuli eya National Insurance coporation ne Kampala Capital City Authority zivudde  e Nakivubo nezidda ku Old Kampala mukutendekebwa olw'emirimu egyokuzimba egigenda mumaaso ku kisaawe kino. Okusinziira ku maneja we kisaawe kino Ivan Lubega, emizannyo emirala okuli omupiira wamu ne bikonde ssibyakukosebwa mu kiseera kino wabula bbo ababaka tebakyasobola olw'okuzimba Yo liigi y'okubaka esuubirwa okutandika kunkomerero y'omwezi guno…

Read More

Abalongoosa ku kisaawe Entebbe beediimye

  Abakozi okuva mu kkampuni ya Guardian Services Limited  ng'eno yeeyapatana okulongoosa ekisaawe ky'entebbe beediimye. Bano bawakanya eky'okulwaawo okusasula omusaala n'okukolera mu bugubi nga tebalina nga bikozesebwa omuli gloves. Bano bagamba nti aba' kkampuni eddukanya ekisaawe eya Civil aviatin authority basasula kkampuni eno nga bukyaali naye nga bbo kati bamaze emyezi esatu nga tebsasulwa Olwaleero bakedde ku mirimu wabula…

Read More

Olunaku lw’okulimba- buli omu alwogerako bubwe

Leero lubadde lunaku lwakulimba naye nga bangi balwogerako bingi Abamu lubanyiiza okuba nti ssi lwakuwummula abalala ate abalala nti luggwaako lutya essaawa omukaaga Naye obadde okimanyi nti abamu olunaku luno lubanyiiza kubanga kizibu okwesiga omuntu yenna by’akugamba. Ate waliwo abagamba nti bbo bakoowa abantu abeekola obusolo kubanga bubanyiiza bunyiiza Kati ggwe eyalimbye ogwa wa…..kyewakoze omuntu kyamusanyusizza oba yakwetamiddwa Eky’okuddamu nze…

Read More

Essasi lirongoseddwa mu mwana

Essasi eryakubwa omwana omuwere ku mutwe olwaleero lisoleddwaayo oluvanyuma lw’okumulongoosa Amasasi gano gakubwa abatujju abalumba kkanisa mu kibuga Nairobi ekya Kenya Abantu mukaaga beebattibwa ku lunaku olwo okuli ne maama w’omwana ono Essasi eryakuba omwana lyasookera ku nyina era yye n’afa kyokka omwana n’alutonda Tewali kibinja kyewaanye kukola bulumbaganyi buno

Read More

Abatunda emmotoka bakaaba

Abayingiza emmotoka enkadde mu ggwanga bakugenda mu maaso nga beekalakaasa lwa misolo egibajjibwaako Omu ku bayingiza mmotoka okuva mu kibanda kya  Future Group motors Yunus Imaran agamba nti tebagenda kuddamu kutunda mmotoka okutuusa ng’ensonga zaabwe zikoleddwaako Ono agambye nti bateekateeka kusisinkana minista Amelia Kyambadde okubayambako Ssabbiiti 2 emabega bano bategeeza bannamwulire nti basasula doola 140 okukebera emmotoka zaabwe…

Read More