Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Poliisi yezoobye n’aba bodaboda e Mukono

Abagoba ba bodaboda e Mukono bavudde mu mbeera nebaziba amakubo oluvanyuma lwa poliisi okukola ekikwekweto mweyoledde pikipiki ezisoba mu 100 ezaabo ababadde batisse akabindo saako naabo abatalina pamiti. Adumira poliisi ye Mukono Alfred Bagambaki agamba oluvanyuma lw’etteeka ku butatikka kabindo eri ababodaboda bano okuyita, bazze babalabula wabula nga baling abafuuyira endiga omulele. Bagambaki  agamba okutuusa nga ababoda…

Read More

Owe Luweero alondebwa nga 22-May

Akakiiko k’ebyokulonda kalangiridde ennaku z’omwezi nga 22 omweezi ogwokutaano nga olunaku lw’okujulizaako ekifo ky’omubaka omukyaala owe Luwero. Okusunsula abanesimbawo kwakuberawo nga 5 ne 6 omwezi gwegumu olwo kampeyini zitojjere okuva nga 8 okutuusa nga 20 May. Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda  Badru Kiggundu alabudde nti teri kusonda nsimbi mu biseeera bya kampeyini. Ekifo kino kyasigala kikalu oluvanyuma lwa kooti ejilirwamu…

Read More

Aba taxi beekalakaasa

Abasaabaze bangi bakonkomalidde ku paaka enkadde oluvanyuma lw'abagoba ba taxi okwediima. Aba taxi bano bawakanya eky'okusengula siteegi za taxi eziwerera ddala 7 okuzitwaala mu paaka ya USAFI. Kino kiddiridde okufuna ebbaluwa okuva eri ekitongole kya Kampala capital city authority nga siteegi ezimu bwezigenda okusengulwa okusobola okukendeeza ku mugotteko mu paaka eno. Ssentebe w’ekibiina ekigatta badereeva nebakondakita Musatafa Mayambala…

Read More

Entekateeka z’amaziika ziwedde.

  Government efulumizza entekateeka enagobererwa mukuziika omugezi Stanislus Okurut ,nga ono yaliko minister ow’ebyemizanyo mu uganda ,songa era yaabade bba wa minister akola kukikula ky’abantu Mary karoro Okurutu . Omugenzi okurutu yafudde kawungezi kayisse, oluvanyuma lw’okuboyaana n’obulwade bw’omutima okumala akabana. Akulira essengejero ly’amawulire  mu uganda Ofwono Opondo, atubuulide nti omulambo gwakusula mumakaage e Ntinda mu Ministers village, ate…

Read More

abazigu bamuwuubye

Abazigu abalumbye enyumba y’omukadde tebakomye ku kino wabula bamukutte amagulu nebatandika okumuwuuba nga bwebamwetolooza Ebifananyi ebifulumiziddwa mu ggwanga lya Romania biraga ng’omu ku babbi amuuba namukadde abadde awogganira waggula ng’asaba obuyamba Banne b’abadde nabo b

Read More

Abatujju beswanta

Poliisi eyisizza okulabula okujja nti abatujju bateekateeka kulumba uganda Bano ku luno bagaala kulumba masomero mu masekkati nn'obuvanjuba bw'eggwanga. Ekiwandiiko ekiva mu poliisi nga kiriko omukono gwa Gen Kale Kaihura kitegeezezza nga poliiis bwekitegeddeko nti abatujju bano bwebagenda okuyita mu bayekeera ba ADF  nga bano beebagenda okulumba amasomero. Kaihura asabye amasomero okussaawo obuuma obukebera abantu abayingira okulaba ababi…

Read More

omu afiiridde mu kabenje

Omuntu omu afiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku luguudo lw'e Entebbe mu kifo ekimanyiddwa nga Bata Bata e Namasumba. Abantu abalala 4 badusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago n’ebeeera mbi nyo. Addumira poliisi ye Katwe Ibrahim Saiga agambye nti akabenje kano bavudde ku mugoba wa Matooka ekikka kya Land cruiser abadde awenyuuka  obuweewo.

Read More

Bekeeri eggaddwa lwa Bujama

Aba kampala capital city authority olwaleero bagadde bekeeri ya Mini Bakeries ng’eno y’ekola omugaati hw SUPA LOAF Obuzibu bwonna buvudde ku bujama. Amyuka omwogezi wa KCCA, Robert kalumba agamba nti abakola ku bekeeri eno babadde bambala bubi okusinziira ku byobulamu,aye nga n’ekifo kyenyini kijama nga ne kabuyonjo nkyaafu Kalumba agamba nti aba bekeeri eno baali babalabula dda naye…

Read More

Omugole abuze

Tuyingira mu nnaku za wiikendi era mu nnaku zino embaga zibeera nyingi. Kati gwe omugole omukazi kubamu akafananyi  nga bbaawo talabiseeko ku mukolo olw’omwenge gweyanywedde n’agangayira Enkeera ejja yetonda wandikoze ki, Mu ggwanga lya Australia omusajja ow’ekika kino alwaana kufuna kisonyiwo okuva eri mukyala we Jacob Francis agambye nti teyagenderedde kugangayira nga yanyweddeyo obucupa busatu bwokka  kyokka nga kyamuweddeko…

Read More