Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abe Mulago bayitiddwa mu kkooti

Kooti enkulu e Mulago eragidde abaddukanya eddwaliro lye Mulago okwewozaako mu musnago ogwawaabwa abazadde ababbibwaako omwana. Omwana ayogerwaako kigambibwa okuba nga yazaalibwa ne mulongo munne kyokka n’abula era abasawo e Mulago nebategeeza bakadde be nti yali afudde Ekyewunyisa abazadde bano kwekulaba ng’ate ku kipande kyebafuna tekyeyoleka nti omwana yafa Bazadde b’omwana ono okuli Michael Mubangizi ne Jennifer Musimenta …

Read More

Abasawo bakaaba

Abakulembee mu disitulikiti  ye Wakiso balajanidde gavumenti eveeyo ebanyonyole lwaki omusaala gw'abasawo ogw'emyezi egyasembayo mu mwaka oguwedde bagitema . Bino bibadde  mu alipoota efulumiziddwa akulira eby'obulamu mu disitulikiti  eno, Dr Emmanuel Mukisa, bw'abadde ayanjulira abakulembeze, abakozi awamu n'abakulira abasawo mu lukungaana lw'ebyobulamu. Mukisa agamba nti disitulikiti  eri mu kutya olw'abasawo abatandise edda okutiisatiisa okwekalakaasa ekyolese okukosa abakozi. Wabula…

Read More

Kumansa mpitambi

Abakulira ebyobulamu mu disitulikiti ye Wakiso, batabukidde abakulembeze ku byalo olw'obulagajavu eri abantu bebakulembera. Abakulembeze bagamba nti abantu bamansa empitambi mu buveera nga tewali abakuba ku mukono gyebigweera ng'obulamu bwaabwe bwebuli mu matigga. Akwanaganya eby'okugema abaana mu minisitule  y’ebyobulamu  Albert Kasozi Lule agambye nti  abantu mu disitulikiti bakyeremereddwa okugenda mu malwaliro okufuna obujanjabi. Alipoota okuva mu minisitule y'ebyobulamu…

Read More

Okusenya amannyo kuziyiza obuwuka

Abakugu mu by’obulamu bagamba nti ekisinze okuvaako abantu okulwaala amaanyo bwebutamanya kusenya. Omusawo mu ddwaliro e Mulago, Dr Charles Kasozi agamba nti okusenya mu ngeri etali ntuufu kukosa ekibuno n’amannyo genyini era nga kyabulabe n’okusingako omuntu atasenya Dr Kakooza agamba nti ate abalala balwaawo okusenya olwo amannyo gaabwe gegafuna obuwuka. Ono agamba nti omuntu asaanye okumala eddakiika bbiri…

Read More

Okugaba omusaayi- yuniti emitwalo 25 zeezetaagibwa

Ekitongole ekikola ku by’okugaba omusaayi kisuubira okufuna omusaayi oguweza unit 2000 mu kawefube w’okugaba omusaayi agenda okumala wiiki nnamba. Uganda yetaaga unit z’omuaayi emitwalo 25 okusobola okumalawo ebbula ly’omusaayi mu malwaliro ga gavumenti gonna Akulira ekitongole kino Dr Dorothy Kyeyune bw’abadde atongoza kawefube ono ku ofiisi z’abakozi mu kampala asabye abantu okuwagira enteekateeka eno nga bayita mu…

Read More

Abe Gulu tebalina kyuuma kya kokoolo

Eddwaliro ekkulu e Gulu lyetaaga kyuuma ekikebera obulwadde bwa kokoolo. Omubaka omukyala we Gulu, Aol Betty Acan gamab nti abantu abatwalibwa mu ddwaliro lino n’obulwadde buno bangi ate nga bangi babutegeera kikereezi olw’ensonga nti baba tebasobola kukeberebwa Mu ngeri yeemu omubaka Acan agamba nti ddwaliro lino liri mu mbeera mbi teririna byuuuma bukozesebwa kyokka nga tebalina kya…

Read More

Njegula ye Taata wa Bitama

Kikakasiddwa nti Peter Njegula ye taata wa Paddy Bitama. Ebifulumizza okuva mu musaayi biraga omusaayi gwa Njegula gukwatagana n’ogwa Bitama. Abakozi okwekeneenya omulambo gwa Bitama nga bakulembeddwaamu Moses Byaruhanga Baganda ba Bitama nabo beeyamye okubakeberera obwereere. Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Ibin Ssekumbi agamba nti baatuzizza enjuuyi zombi era bonna nebakkiriziganyizza. Ono agamba nti wabula abasirikale baabwe bakusigalawo…

Read More

Omuliro gukutte amayumba

Abantu okuva mu maka agasoba mu 10 e Bwaise mu zooni ye kimombsa bali mu kwemagazza oluvanyuma lw’omuliro ogusanyaaqwo buli kamua kaabwe Omuliro guno gukutte nga ku ssaawa mwenda ez'ekiro. Tekinnategerekea oba omuliro guno gwavudde ku ki nay engabantu bagamba nti kirabika waliwo ow’omutima omubi eyakikozre Yye amyuka ssentebe wa zooni eno Kamoga meddie Kasozi agamba nti batanidse…

Read More

Kasibante azzeemu okukwatibwa

Omubaka akiikirira abantu be Lubaga mu bukiika kkono Moses Kasibante azzeemu okukwatibwa Ono abadde ayimbuddwa  oluvanyuma lw’okweyimirirwa  ku bukadde bw’ensimbi 3 ezabuliwo  n'abamweyimiridde okuli  mubaka munne Medard Lubega Ssegona ne kansala w’eLungujja Baluddewo Sam ku bukadde 50 buli omu  ezitali zabuliwo. Wabula omubaka wa municipali ye Mukono Betty Nambooze ategezezza nga bwekibabuseeko bwebabadde bagenze okufuna ssente z’okumweyimirira…

Read More