Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Sipiika akwasiddwa omumuli .

  Omumuli gw’emizanyo egyetabwaamu amawanga agali mu luse olumu ne Bungereza gukwasiddwa sipiika  wa palamenti  Rebecca Kadaga akawungezi ka leero. Omumuli guno gumukwasiddwa abakulira akakiiko akakola ku nsonga z’amawanga gano mu Uganda, omudusi Dorcus Inzikuru, awamu ne minisita w’emizanyo Jessica Alupo. Kadaga wano w’asinzidde n’ategeeza nga palamenti bw’egenda okuwagira tiimu ya Uganda mu mizanyo gino mu by’ensimbi. Amakya ga…

Read More

Namukadde taggwa ku mpagala

Omukyala akuzizza emyaka ekikumi ekimazeeko buli omu b’apangisizza abantu abazina nga bali bukunya okusanyusa abagenyi be. Doris on ono atambulidde mu motoka kika kya Limosine okutuuka ku kabala w’atadde emikolo gye Atambudde n’akazigo kebasiiga abaana abato kebasoose okumukolesaako masaagi olwo n’asooka anyumira abazina obukunya abasajja    

Read More

Okukyuusa Nabaana-Abakugu batandise okugezesa

Abasawo mu ggwanga lya Sweden batandise okugezesa eky’okukyuusa nabaana w’omuntu nebamuzza mu mulala . Kino kikolebwa okuyamba abakyala ababa tebasobola kuzaala ate nga bandifunye ababawa abaana Kino basoose kukikola ku ba luganda Akulembeddemu enteekateeka eno ye Dr Mats Barnstorm, ng’agamba nti abakyala bangi mu nsi yonna bajja kusobola okuyambibwa Kino kijja kuyamba abakyala abazaalibwa nga tebalina nabaana oba nga…

Read More

Lukwago alemeseddwa

Loodimeeya wa kampala, Ssalongo Erias Lukwago yemunyuludde n’asazaamu enteekateeka z’okudda mu ofiisi ze olwaleero Loodimeeya yaaweze nga bwadda mu ofiisi ye leero kyokka anga tekisobose olw apoliisi eyamukeddde ng’emisa nga talina na w’abadde yekyusizaa Ono agambye nti ababaka ba palamentia basingaa b’abadde alina kutambula nabo babadde mu palamenti kale n’abeera nga takyasobola kugenda mu maaso. Embeera y’okuyiwa poliisi…

Read More

Gavumenti ewagiddwa ku South sudan

Ababaka ba palamenti awatali kwetamamu bawagidde eky’amaggye ga Uganda okubeera mu ggwanga lya South Sudan Bangi wabula ku bano balaze obutali bumativu olw’engeri gavumenti gy’ekolamu  bintu byaaaayo ey’okusaba g’etoola Ababaka bano kubaaddeko Prof Gilbert Bukenya, Medard Segona, Reagan Okumu, Odo Tayebwa ,Kaps Hassan Fungaroo ne Sebuliba Mutumba abagamba nti eky’okununula bannayuganda kirungi kyokka ngeky’okwetaba mulutalo kyandikosa obulwaamu…

Read More

Mukozese ba muzibe

Mu ggwanga lya Norway waliwo kkampuni ekoze akalango nga kakubiriza abantu okukozesa ba muzibe . Akalango kano kooleka abagaala na babiri nga basinda omukwano kyokka ng’omukozi waabwe tabalaba era bamala ebyaabwe buli omu n’akola ebibye Akalango kano kagamba nti oyagala kwewala ngambo, kozesa muzibe, tojja kwejjusa  

Read More

South Sudan yetaaga obuyambi bwa Uganda.

Ababaka ba palamenti basabiddwa okuwagira enteekateeka z’amaggye ga gavumenti okubeera mu ggwanga lya South Sudan. Bw'abadde alabiseeko maaso ga babaka ba palamenti , minista w’ebyokwerinda Crispus Kiyonga ategezezza nga gavumenti bw'eteetumikiriza kutwala maggye mu south sudan wabula waliwo ensonga. Agamba anaggye gayamba mu  kujja bannayuganda abakyatubidde e Juba, nga n'omukulembeze w’eggwanga lya South Sudan Salva Kiir yasaba…

Read More

Gavumenti esaze ebbeeyi y’amasanyalaze

Bannayuganda bakufuna akamwenyumwenyu ku matama oluvanyuma lwa gavumenti okusala ku bbeeyi ya masanyalaze. Kati aga waka omuntu wakusasula 520.4 okuva  524.5  nga ate bbo abagakozesa emirimu bakusasula 474.7 okuva ku 487.6. Bwabadde alangirira enkyukakyuka zino minista omubeezi ow’ebyamasanyalaze  Peter Lokeris agamba gavumenti era ekyateekateeka kukola ku nsonga ziviriddeko ebbeeyi y'amasanyalaze okwekanama naddala okusasula bannanyini kampuni ezibunyisa amasanyaze…

Read More

Poliisi esazeeko amaka ga Lukwago,abavubuka beswanta

Oluvanyuma lw'okuwera okutambula n’abawagizi okutuuka  mu ofiisi ye ku city Hall, poliisi esazewo okusalako amaka ga loodi meeya Erias Lukwago. Yadde nga poliisi yamulabudde obutageza kulinya kigere mu kibuga , Lukwago yaweze nti ketonye ka gwake wakwolekera ofiisi ye olunaku olwaleero . Aba poliisi abasoba mu 100 beebayiriddwa kyokka nga n'abavubuka abawagizi ba Lukwago tebatudde Bano basizza ebiyinja…

Read More