Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Alipoota ku Kampala egobeddwa

Palamenti egobye alipoota eyakolebwa okuva mu kunonyereza ku nsonga za KCCA Kiddiridde ababaka abatuula ku kakiiko akanonyereza okwegaana ebyaali mu alipoota nga bisingisa loodimeeya omuasngo Akulira akakiiko Steven Baka agambye nti ba memba abasinga beegana ebyaali bissiddwa mu alipoota. Baka agambye nti alipoota eno yawandiikibwa mu ofiisi y’akulira akakiiko era n’asaba nti ababaka Florence Kintu ne Raphael Magyezi…

Read More

Ono baaba Yeekaza

Kubamu akafananyi nga muwezezza emyaka etaano ne muganzi wo nga mwagalana. Oyiiya eky’okukola ekyenjawulo okugezesa mukyala wo era ekikujjira kyakumulimba nti oyagala akusonyiwe kubanga oliko omuwala oba omusajja gwewayagala . Kino okikola kugezesa mukyala wo oba balo kyokka nga naye akugamba nti naye ayagala omusonyiwe kubanga naye aliko omusajja oba omukazi gw’aludde nga beeyagala era ng’akusaba omusonyiwe Abadde…

Read More

Ekkomera lye Luzira ssiryakusengulwa

Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akakola ku nsonga z’amateeka bawakanyizza eby’okusengula ekkomera lye Luzira Akulira amakomero Johnson Byabashaija olwaleero alabiseeko mu palamenti n’ategeeza nga bwebalina enteekateeka ezimba ekkomera eddala ettaka lye Luzira baliwe bamusiga nsigo Ababaka okubadde Betty Nambooze, Reagan Okumu ne Alice Alaso bagamba nti kano kakodyo ka baggagga kutwala ttaka lya makomera Bano bagamba nti…

Read More

Abaana banafuwa

Abaana bangi tebasobola kudduka kutuuka ku bakadde baabwe nga bwebaali nga bato. Abakugu bagamba nti abaana abazaalwa bajja banafuwa era nga nebebazaala nabo bakunafuwa Abanonyereza bano batunuulidde abaana abasoba mu bukadde 25 m,u mawanga 28 okwetoloola ensi Kino kigenda kuyamba bangi okutegeera lwaki bajjajja ffe tebalwaalwaanga nga abaana b’ennaku zino abatava ku madagala

Read More

Bugerere ayuguumye

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda mutebi ow’okubiri akunze abaganda okubeera obumu n’okukoma okwerumaruma. Obubaka bwe bumwetikkiddwa Kamalabyonna Charles Peter Mayiga ku mukolo gw’okusonda ensimbi z’amasiro ezisobye mu bukadde 50 Mu bubaka bwe Katikkiro  asabye bannabugerere okunywerera ku mutanda, n’okukola ennyo. Alayidde okufafaagana n’omuntu aneekiika mu nteekateeka za Buganda ez’enkulakulana. Okusonda ensimbi z’amasiro e Bugerere kubadde kwa bbugumu nga…

Read More

Sejusa agobeddwa mu palamenti

  Eyali akulira ekitongole ekikessi mu ggwanga Gen David Sejusa agobwa mu palamenti Akakiiko akakola ku mateeka ga palamenti akaweebwa omulimu okunpnyereza ku neeyisa ya Sejusa keekasazeewo nti ekifo ky’ono kirangirirwe nti kikalu Akulira akakiiko kano, Fox Odoi agambye nti bafubye okunoonya Sejjusa okulaba nti yewozaako ku misango gy’obutakola mirimu gye mu palamenti kyokka nga tebasobodde Odoi era agambye…

Read More

Omukyala omuzito afiiridde mu kabenje

Poliisi etandise okunonyereza ku kabenje omwafiiridde omukyala w’olubuto.   Omwami yeeyabadde addusa mukyala we mu ddwaliro ng’olubuto lumuluma kyokka piki kwebabadde n’ekola akabenje omukyala n’afiirawo.   Fred Kalule y’abadde atwala Shamim Nalubega kati omugenzi okuzaala mu ddwaliro lye Rubaga wabula tasobodde kutuuka oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje.   Akabenje kano kabadde Nakulabye.

Read More

Katikkiro asiibye ku Palamenti- obukadde 150 bwebusondeddwa

Sipiika wa palamenti omukyala Rebecca Kadaga agamba nti musanyufu nti enkolagana wakati wa Buganda ne gavumenti buli lukya eyongera okutereera Bino abyogedde asisinkanyeemu kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga akyaddeko ku palamenti olunaku lwaleero. Ono agambye nti era musanyufu nti Kamalabyonna Mayiga ataddewo enkolagana ennungamu wakati wa palamenti n’obuganda ekitabangawo Amusabye okwongera okukolerera obumu kubanga bwebwokka obugenda okutwala…

Read More