Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Besigye akwatiddwa

Eyali akulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigey akwatiddwa. Ono okumukwata abadde yakafuluma amaka ge e Kasangati ng'agenda mu kibuga. Poliisi emusise mu mmotoka bw'abadde n'emussa mu motoka yaayo emuggye mu kifo kino ku misinde gya yiriyiri. Ggo amaka ga Loodi meeya Erias Lukwago n'omubaka Moses Kasibante gakyayiriddwaako poliisi  

Read More

Abaana abazaalibwa n’ebituli mu mbuto beeyongedde

Omuwendo gw'abaana abazaalibwa nga balina ebituli mu mbuto zaabwe gwekubisizzamu emirundi ebiri okuva 1995.   Wabula abakugu mu by’obulamu bakayatakula mitwe okuzuula kiki ekivaako obulwadde buno.   Wano abasawo webalabulidde abakyala b’embuto okwewala okumira buli ddaggala lyebasanze kubanga kiteberezebwa okuba nti lyerivaako obulwadde buno.   Mu ggwanga ly’Amerika ku bukadde  bw’abaana  13.2 abaazalibwa wakati wa 1995 ne  2005, 4,713 baalina ebituli…

Read More

Abakyala omwenge gubatwala

Okunonyereza kulaze nga abakyala abali wakati w’emyaka 30-40 bwebeyongedde okufa olw’etamiiro.   Okunonyereza kuno kukoleddwa mu ggwanga lya Scotland ne Bungereza, nekizuulibwa nti omuwendo gwabakayala abafa oluvanyuma lwokwekoserera obugonja bwegulinye enyo bwogeregeranya nemyaka egyensanvu.   Abanonyerezza kunsonga eno era balaze obweralikirivu nga ate banji bwebali abokufa mumyaaka egyijja olwobutamiivu okweyongera enyo mubakayaala.

Read More

Abayizi bagudde ku kabenje

  Abayizi abasukka mu 20 bagudde ku kabenje ku luguudo lw'e Kampala - Gulu. Akabenje kagudde Kiwoko e Nakasongola , baasi ebaddemu abayizi abasukka mu 70 ab'essomero lya St Teresa SS Masindi nga bagenda okulambula, bweremeredde omugoba waayo ne yeefula.   Omwogezi wa poliisi mu bitundu by'omu masekati g'eggwanga, Lameck Kigozi agambye nti baasi evudde ku luguudo neyevulungula emirundi…

Read More

Mbabazi awolerezza Museveni ku Aronda

Ssabaminista wa Uganda , Amama Mbabazi awolerezza President olw'okuyingiranga mu nsonga za palamenti. Kino kiddiridde ababaka abali ku kakiiko akakakasa ababa balondeddwa President ku bifo eby'enjaulo, okusisinkana President n'oluvanyuma ne bakakasa Gen. Aronda Nyakairima ku kifo kya minista w'ensonga z'omunda. Ababaka basoose kugaana nga bagamba nti asooke alekulire amaggye. Mababazi agambye nti tewali nsobi president bwakyusa endowooza y'ababaka…

Read More

Omukazi gamumyuuse

Omukyala abadde asinda omukwano ne muganzi we okumpi n’amadaala omutwe gwe gulaalidde mu byuuma   Omukyala ono wa myaka 46 okuva mu ggwanga lya Russia   Omukyala ono amaze kuggwaako jjakiriza ng’ayimuka okwambala kyokka agenze okukizuula ng’omutwe gwe teguyimuka   Abaddukirize bayitiddwa bukubirire era webamusnagidde ng’ali bute afukamidde agezaako okulwaana okuggya omutwe gyegulaalidde.

Read More

Twagala Fabregas-Moyes

Omutendesi wa tiimu ya manchester United, David Moyes azzeemu okukinogaanya nga Wayne Rooney bw’atatundibwa Ng’ayogerako eri bannamawulire mu ggwnaga lya Sydney, Moyes agambye nt club tennakyusa wwa weyimiridde Moyes wabula ategeezezza nga bwebatuunulidde omuzannyi wa Barcelona sesc Fabregas okumusikiriza okwegatta ku man u.

Read More

abakyala ababbira mu taxi babaano

Abakyala ennaku zino batabuse nga byebakola byewunyisa Waliwo babiri abakwatibbwa nga bano ogwaabwe gwakubba batambulira mu taxi   Sanyu Gaudelia ne Joan Katushabe beefuula abasabaaze nebekobaana ne ba dereeva kko ne ba kondtita okubbirako abasabaaze nga babagamba okunyweeza enziji   Abakyala bano waliwo omwami gwebabban’abalamba nga y’abakutte nga bagezaako okuddamu okumubba

Read More