Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Namukadde amaze okusoma

Namukadde mu ggwanga erya mexico  akoze ekyaafayo bwamazeko ekibiina kya primary nga aweza emyaaka 100. Manuela Hernandez, yazaalibwa mu saza lye  of Oaxaca  June 1913, wabula nawanduka mu somero nga alina okunoonyeza abomumkage ekyiokulya. Omu ku bazukulu be byeyamuwadde amagezu addemu okusoma kyeyakioze noluvanyuma namalako.  

Read More

Egypt efunye pulezident omuggya

Omulamuzi omukulu owa kkooti etaputa ssemateeka mu ggwanga lya Egypt, Adli Mansour, alayiziddwa  ng'omukulembeze ow'ekiseera. Kino kiddiridde amaggye okumaamulako abadde akulira eggwanga eryo Mohammed Morsi. Akulira amaggye Gen Abdul Fattah al-Sisi alangiridde nga Morsi bwamaamuddwa mu buyinza. Morsi kino yakiyise kumuwamba nga kikolebwa abajaasi. Gen Sisi said Mr Morsi, ye mukul;embeze wa Egypt eyasoose okulondebwa abantu kyokka bagamba nti…

Read More

Namungoona-abakafa bali 42

Omuwendo gwabakafiira mu muliro ogwakwata ekimotoka kyamafuta e namungona gulinye . Okusinziira ku mukungu eyekebejja emirambo mu dwaliro ekulu e mulago Moses Byaruhanga., Abantu abalala 2 bafudde nga kati abaakafa baweze 40. Omu kuba bafudde ye Cristopher senono 23, nga abadde muvuzi wa bodaboda ku satage yensambya, nga ye omulala bimukwaatako. Bbo abenganda zabantu abaafiira mumuliro gno bakyeyia…

Read More

Munyagwa akwatiddwa

Meeya w'e Kawempe , Mubarak Munyagwa akwatiddwa. Munyagwa ne banne okukwatibwa, basoose kuvunaanibwa gwa kwenyigira mu kukuba lukiiko lumenya mateeka n'oluvanyuma ne beeyimirirwa. Munyagwa okukwatibwa kiddiridde ekiragiro ky'akulira poliisi mu Kampala, James Ruhweza. Bano basangiddwa ne Dr. Besigye nga bali mu kibinja boolekera kkooti, gye baayitiddwa enkya ya leero. Abaserikale ba poliisi bangi abeetooloddewo nga ne Dr. Besigye yeesibidde…

Read More

Empaka z’ebika -ebyokwerinda binywezeddwa

Akakiiko akateesi-teesi k'emipiira gyebika kategezezza nga bwebongedde  okunyweza ebyokwerinda kulwomukaaga nga emipiira gino giggulwawo. Ekika abe’Ffumbe bebagenda okuggulawo nekika kye’Mbogo mukisaawe e’Nakivubo. Wabula olunaku olwenkya akakiiko kano kakutuula mukafubo nomuduumizi wa Police mu Kampala nemirirwano Andrew Ferix Kaweesi. Nyinimu Ssabassajja Kabaka wa Buganda ne Katikiro be bokka abatagenda kwazibwa kulunako olwo. Omwogezi wakakiiko kano,Lwanga Kamere asabye abantu bonna abagenda okubeera e’Nakivubo…

Read More

Abavuga ez’empaka bawummuzibbwa

Ekibiina ekikulembera omuzannyo gwemotoka zempaka ekya Federation of Motorsport Uganda (FMU) ,olunaku lwa’leero kiyimiriza abavuzi bana (4) okuli Nasser Mutebi,Duncan Mubiru –Kikankane,Geofrey Nsamba ne John Barrows okumala emyaka mukaaga (6yrs) nga tebetaba mumpaka zonna olwobusiwuufu bwempisa. Okusinziira ku sentebe wa FMU ,George Kagimu ategezezza nti abavuzi bano bamaze enfunda eziwerako nga bediima mumpaka ezenjawulo ezizze zitegekebwa…

Read More

FUFA esengejja nkya

Akakiiko akakubiriza okulonda kwa Fufa olunaku lwenkya lwekagenda okutuula okwekenenya abo bonna abajjayo empapula okwesimbawo kubukulembeze bwa Fufa.   Omumyuuka wakakiiko kano,Vincent Sajjabbi ategezezza nga bwagenda okuwa buli yesimbyewo edakiika amakumi 30 okwenyonyolako nokuwayo empapula ezetegasa okwesimbawo. Abesimbyewo bali basatu (3) okuli Moses Magogo,Omukiise wa parliament akikirira amasekati ga Kampala Mohammed Nsereko wamu ne Taban Amin,mutabani wa eyaliko…

Read More

Siliimu bongedde okumunafuya

Ababadde abalwade ba siriimu 2 baggyiddwa ku ddagala eriweweza siriimu oluvanyuma lwokukyuusibwa obusomyo bwomumagumba nekizuulibwa nga bwebabbadde tebakyalina kawuka kaleeta siriimu. Omu kubbo kati amaze emyeezi 4 nga tamira dagala lino wabula nga tafunanga kabonero kalaga nto akawuka ka siriimu kandidda mumubiri gwe. Ebiseera ebisinga eddagala eriweweza siriimu omuntu bwalimira akawuka kadduka nekeekweka mu busomyo nga kavudde…

Read More

Okwebaka ekimala kikkakkanya omutima

Kizuuliddwa nga omuntu afuna otulo otumala bwekimuyamba okwekingiriza ekirwadde kyomutima. Ebintu ebyenjawulo nga okulya obulungi, nebirala bitaasa nyo abantu ekirwdde kino ekyomutyima, wabula kyamugaso nyo omuntu okufuna otulo otumala okusobola okweala ekirwadde kyomutima kino. Omuntu okufuna otulo otumala kiyambira dala omuntu obutakwaatibwa kirwadde kya mutima. Omuntu aweebwa amagezi wakiri yaabake essaawa ezitakka wansi wa 7 olunaku. Mu kunoonyereza okukoleddwa…

Read More

Okwekozza lutalo

Mulimu abakyaala abaamira pini okukola figa nebwekiba kyetaagis ki. Waliwo omukyaala azze yeelumya enjala okumala emyaaka 20 nga ayagala okusala ku myaaka nokukola figa nga enjogera yaleero. Wabula tafunyemu, yenna asigadde ngumbangumba era bwomutunuulira alinga akakadde akemyaaka 70 Helen Gillespie, 30, yatandika okwerumya enjala nga alina emyaaka 10 gyokka era kyamuviirako obutamera mabeere nobutafuna nviiri mu bifo byekyaama…

Read More