Abatambuze mu kibuga Tokyo ekya Japan kati bali mu gogolo
Kidiridde olufu okuyiika nga lusereera nga ssabuuni era ngomuntu aba tasobola kutambula
Mu kusooka abantu balowoozezza nti muzira kyokka kyabaweddeko okulaba nga basereera buseerezi
Akakiiko kategezezza nti munkola eyokunyeza effujjo nebyokwerinda,tekagenda kukiriza muwagizi yenna kuyingiza obakutundira mwenge mukisaawe e’Nakivubo e’Ffume bwelinaaba liggulawo ne Mbogo mumipiila gyebika ebyomulundi agwe 69th.
Empaka zomulundi guno zetabidwamu ebika 43 era omutanda yasiimye okuggulawo empaka zino kulwomukaaga nga 6th omwezi guno.
Omukulembeze w’eggwanga lya Misiri , Mohammed Murisi agamba nti teyebuuziddwaako maggye nga tegannatandika kumulagira kukola ku katuubagiroa kali mu ggwnaga ly’akulira
MUrsi agambye nti mu kaseera kano ekikulu kuteeesa sso kukayaana
Ab’amaggye bavuddeyo dda nebawa mursi essaawa 48 okukola ku kwemulugunya okuvuddeko owkekalakaasa mu ggwanga
Amaggye gano gagamba nti wabula kino tekitegeeza nti bagenda kuvuunika gavumenti
Abakozi b’amazzi n’abasogola juice bakusimbira ekuuli omusolo omupya ku mazzi.3
Bamu basisisnkanyeemu minister w’ebyobusuubuzi Amelia Kyambadde bagambye nti ekikolw akya gavumenti kyabakuba wala n’okubalekera ebibuuzo ku mugaso gw’okwegatta ku mawnaga amalala.
Bakulembeddwaamu Gordon Wavamunno nga bagaala omusolo guno okukendeera okuva ku bitundu 15 wakiri gudde ku bitundu 5.
Wavamunno era ssimusnayufu ne gavumenti okusrika nga kkampuni ez’ebicupuli ezimerukawo…
Eyali omwogezi w’amaggye g’eggwanga Col Shaban Bantariza asindikiddwa mu kkomera
Ono nno yakalondebwa okumyuuka omwogezi w’ekitebe kya gavumentie kya mawulire era nga yeeli akulira ettendekero ly’abakulembeze erya gavumenti
Alabiseeko mu maaos g’omumyuka w’akulira kooti y’amaggye Brig Moses Ddiba Ssentongo.
Aguddwaako emisnago gy’obukumpanya.
Oludda oluwaabi lugamba nti nga 3rd mu mwezi gw’okubiri mu mwaka gwa 2011, Bantariza ono aliko tractor…
Abavubi ku mwaalo gwe katosi bavudde mu mbeera nebeekalakaas lwakubagaana kuvuba
Bano balumbye abakulembeze ba district beebagamba beebasinze okubalinnyira mu mugaati
Abavubi bano balagiddwa obutavuba okumala eyezi esatu okusobozesa ebyenyanja okukula
Abavubi bano kigambibwa okuba nga bavuba nnyo obwenyanyanja obuto ate nga n’ebitimba byebakozeseza bikyaamu.
Abavubi bano bagamba nti kikyaamu okunenya bbo ku bwenyanja obuto ate ng’abavubi bangi ku…
Gavt etuukirizza ekisuubizo kyokuliyirira abo abajiiride mumuliro e namungoona oluvanyuma lwekimotoka kyamafuta okwabika.
Abantu 13 bebakafuna obukadde 5 kwaabo 52 abalina okuliyirirwa ensimbi zino.
Omukungu okuva mu maka gomukulembeze weggwanga Ruth Nakyobe agamba abo abfiira mumuliro guno, bazadde baabwe bebagenda okuweebwa sente zino oba abenganda zaabwe abalala.
Eddwaliro ly’emulago elikola ku muliro lyetaaga obukadde 100 okujjanjaba omuntu omu…
Katemba taggwa mu nsi muno.
Mu ggwanga lya America, kkampuni emu ekoze ekipipa bya kasasiro mu kifanaanyi ky’okusajja ng’ayambadde engoye ez’omulembe
Kkampuni eno ekoze engoye endala z’etadde ku bud dole era nga kino kisanyukirizza ddala abantu.
Abamu ku bantu abalabye ku bipipa bino bagamba nti basoose kulowooza nti walwo omusajja abadde alaalidde u kipipa kyokka kibaweddeko okusanga nga…
Abavuganya mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga balinnye mu Kyoto nga bagamba nti teri kuyisaamu muduumizi w’amaggye kufuuka minister nga tamaze kulekulira kugavaamu
Kiddiridde palamenti okugoba eyali omuduumizi w’amaggye eno nga tebamuyisangamu olw’ensonag nti akyaali munnamaggye omukulu ng’alina kusooka kulekulira
Omubaka wa municipaali ye masaka nga naye yoomu ku basusnsula, Mathius Mpuuga agamba nti embeera no yeemue kyalemesezza n’omumyuuka…
Omusajja omu addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka ki fuso bwekiremedde omugoba waakyo.
Bino bibadde ku ssekabaka ku luguudo oluva e Wakaliga okudda e Nateete.
Ki loole kino no. UAJ 341 M kibadde mu jaamu kyokka nga bwekisimbudde kigaanye okusiba era dereeva waakyo mu kukiwugula okutaasa emmotoka endala n’akikuba wansi endabirwaamu nezimusalasala.
Offiisa w’entambula y’ebidduka abadde mu kitundu…