Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Obwavu buli mu mambuka ga Uganda

Bya Ndaye Moses File Photo : Abakaramoja Omukago gwa Bulaaya guliko ensimbi obukadde bwa Euro 5 nga bwebuwumbi bwa silingi 26 zebawaddeyo zitekebwe mu byobulimi mu mabuka ge gwanga. Kati eno abalimi bakwewola ensimbi zino okuyita mu Uganda development bank, basobole okwejja mu bwavu. Minister owekitundu kyamambuka ge gwanga Grace Freedom Kwiyucuinyi ategezeza nti ekitundu kino kiri mu bwavu…

Read More

Raila Odinga yoomu ku basubirwa ku kwegatta kwaba UYD

Bya Ivan Ssenabulya Akulira oludda oluvuganya gavumenti ya Kenya Raila Odinga wakwetaba ku mukolo gwokutongolnza ekibiina ekitaba abaliko ba musaayo mutto ba DP aba Uganda Young Democrats wiiki ejja nga 23rd omwezi guno. Kino kikakasiddwa ssenkaggale wa DP Nobert Moa mu lukungaana lwabanamwulire lwebatuzizza ku wofiis zekibiina mu Kampala. Abalala abasubirwa era bebayise kuliko, Nelson Chamisa akulira oludda…

Read More

Omupolisi akooneddwa motoka naafa.

Bya Ritah Kemigisa. Police wano mu Kampala etandise okunonyereza ku motoka ekedde okukoona  abadde akulira police ye kyebando Kato Francis nga ono e mukoonye ku makya ga leero. Ayogerera police mu Kampala n’emiraano Luke Owoyesigyire agambye nti omuserikale ono ekiro kya leero abade yakoledde ku police ye kira, wabula abadde asala oluguudo emotoka etanamanyika nemwambalira, ate tekomye…

Read More

Agambibwa Okutta Omuyindi omulala bamwongedeyo

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi w’eddala erisooka mu kooti e Mukono Mariam Nalugya asindise omusango gw’omusajja agambibwa okukuba musiga nsimbi ebyasi ebyamutta mu kooti enkulu. Fred Gatukaya amanyiddwa nga Fredrick Muleefu owemyaka 45 nga mutuuze  e Banda e Nakawa asindikiddwa mu kooti enkulu. Ono avunaninwa ne banne abalala bbo abasindikibwa edda mu kooti enkulu, okuli Francis Ogwal owemyaka 30 ng'amukumi mu…

Read More

Omukozi wa gavumenti awawabidde gavumenti mu kakiiko

Bya Ruth Anderah Omukozi wa gavumenti addukidde mu kakiiko akanonyereza ku mivuyo mu ttaka ng'ayagala bamuliyirire ensimbi ezisoba mu nukadde 500. Saka James nga mukozi mu kitongole kya National Information Technology Autholity agamba nti government ngeyita mu Uganda land Board yatwaala ekyapa kye kati emyaka 3 emabega ngegamba nti egenda kumuliyirira obukadde obusoba 900, naye yamuwako obukadde…

Read More

Gavumenti egamba nti egenda kugula enyonyi 6

Bya Ritah Kemigisa Mu kawefube wokuzukusa ekitongole kya gavumenti ekye Uganda Airlines, gavumenti egamabanti egenda kugula enyonyi 6 ngomwaka guno tegunagwako. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku bikoleddwa gavumenti mu ministry yebyentambula mu kisanja kya NRM opkusinziira kwebyo byebasubiza, minister webyentambula Monica Azuba Ntege ategezeza nti 4 ezisooka zakugutandika okukola mu November womwaka guno. Enyonyi zino 4 agambye zakubeera…

Read More

Famire bbiri zikayanidde omwana

Bya Ivan Ssenabulya Katemba alabiddwako ku poliisi e Mukono, famire bbiri bwezilwanidde omwana ow’emyaka 10 nga buli omu agamba nti yamulinako obuvunayizimbwa. Omwana akayanirwa ategerekese nga Nulu Nabateregga nga nyina yafa wabula namulekera e bukojja kyokka nga mu kiseera kino aba famire ya Kitawe bagamba nti bano bakayanira, omwana gwebaludde nga tebamulabirira. Okusinzira ku Ibrahim Kateregga taata w’omwana…

Read More

UN mu Uganda eddukiriddwa no’bukadde $ 2

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti ye gwanga lya Norway eriko enkata ya bukadde bwa dollar za America 2 gyekubye ku wofiis yomubaka wa UN atuula mu Uganda. Omubaka wa Norway mu Uganda, Her Excellency Amb. Susan Eckey yakakasizza obuyambi buno. Ambassador Susan ategezeza nti kino era kigendereddwamu okunyweza enkolagana wakati we gwaga lye ne wofiisi yekibiina kyamwanga amagatte mu…

Read More

Bamusanze asobya ku mbuzi

Bya Sadati Mbogo Waliwo omuvubuka ku kyalo Lwajja mu ggombolola y'e Kituntu e Mpigi akubiddwa emiggo ejibuzeeko okumutta oluvanyuma lw'okumusanga ng'a yeberse ku mbuzi y'omu ku batuuze. Akubiddwa ye Ssebuliba George owemyaka 27 ng'ono akwatiddwa lubona ng'ali ku nakabege ya mzee Abdu Lumu mu lusuku lwe nga balirwana ne nannyini mbuzi. Ono okukwatibwa, wabaddewo obwana obuwulidde embuzi ngekaaba, okugenda…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play